test
dict | train
dict | val
dict |
---|---|---|
{
"en": "Do you know that boy's name?",
"lg": "Omanyi amannya g'omulenzi oyo?"
} | {
"en": "Parents should responsibly take care of their children.",
"lg": "Abazadde balina okulabirira abaana baabwe n'obuvunaanyizibwa.."
} | {
"en": "I saw his photo in the newspapers.",
"lg": "Baamugamba yeetondere nnyini oluvannyuma lw'okumuyisaamu amaaso."
} |
{
"en": "It is okay for people to behave normally.",
"lg": "Kirungi abantu okweyisa mu mbeera eya bulijjo."
} | {
"en": "Many patients are taking longer to cure.",
"lg": "Abalwadde bangi balwawo okuwona."
} | {
"en": "How long do soya beans take to grow?",
"lg": "Nnalaba ekifaananyi kye mu mpapula z'amawulire."
} |
{
"en": "They are not friends anymore.",
"lg": "Tebakyali bamikwano."
} | {
"en": "\"Apart from dancing, she is an actress.\"",
"lg": "nan"
} | {
"en": "\"On their base near the border with Rwanda, Eastern Rwanda, Burundian soldiers were hit.\"",
"lg": "Ssoya atwala bbanga ki okukula?"
} |
{
"en": "The little girl has worms in her stomach.",
"lg": "Omwana omuwala alina enjoka mu lubuto lwe."
} | {
"en": "The technicians proposed an installation of a power generation centre on the stream.",
"lg": "Abakugu baateesa okuteekawo ekkolero ly'amasannyalaze ku mugga guno."
} | {
"en": "The ruling political party fought for peace in Uganda.",
"lg": "\"Abajaasi ba Burundi baakubwa ku nkambi yabwe kumpi n'ensalo za Rwanda, Obuvanjuba bwa Rwanda.\""
} |
{
"en": "Briefly explain the benefits of what we are doing here.",
"lg": "Mu bufunze nnyonnyola emigaso egiri mu kye tukola wano."
} | {
"en": "The cost of power will not change.",
"lg": "Ebbeyi y'amasannyalaze tejja kukyuuka."
} | {
"en": "He was killed because of his religious beliefs.",
"lg": "Ekibiina ky'eby'obufuzi ekiri mu buyinza kyalwanirira mirembe mu Uganda."
} |
{
"en": "The deceased will always be remembered for his good deeds.",
"lg": "Omugenzi ajja kujjukirwanga olw'ebirungi bye yakola."
} | {
"en": "Uganda has the best climatic conditions in East Africa.",
"lg": "Uganda erina embeera y'obudde esinga obulungi mu Afirika ey'Obuvanjuba."
} | {
"en": "It takes five to six days for the symptoms of coronavirus to manifest.",
"lg": "Yattibwa lwa nzikiriza ze ez'eddiini."
} |
{
"en": "nan",
"lg": "nan"
} | {
"en": "The company purchased more equipment.",
"lg": "Kkampuni yaguze ebyuma ebirala."
} | {
"en": "The Queen of Britain inherited the throne from her father.",
"lg": "nan"
} |
{
"en": "Why does your brother look at me badly?",
"lg": "Lwaki muganda wo antunuulira bubi?"
} | {
"en": "They want her to resign peacefully.",
"lg": "Baagala alekulire mu mirembe."
} | {
"en": "Where are silverfish found?",
"lg": "Nnabakyala wa Bungereza yasikira nnamulondo okuva ku kitaawe."
} |
{
"en": "relatives of the deceased are fighting for his property.",
"lg": "Abooluganda b'omugenzi balwanira bya bugagga bye."
} | {
"en": "He was inspired to start his own business.",
"lg": "Yasikirizibwa okutandikawo bizinensi eyiye."
} | {
"en": "One of the students attained an injury.",
"lg": "Mukene asangibwa wa?"
} |
{
"en": "People tend to cut down trees with an intention to grow tobacco.",
"lg": "Abantu batera okutema emiti n'ekigendererwa ky'okusimba ttaaba."
} | {
"en": "The news will be aired at nine.",
"lg": "Amawulire gajja kusomebwa ku mpewo ku ssaawa ssatu."
} | {
"en": "He was the first person in his family to get a university degree.",
"lg": "Omu ku bayizi yafuna obuvune."
} |
{
"en": "We bought soda and water for the visitors.",
"lg": "Abagenyi twabagulira sooda n'amazzi."
} | {
"en": "There have been several arrests this month.",
"lg": "Abantu bangi bakwatiddwa omwezi guno."
} | {
"en": "My brother retired from the army last year.",
"lg": "nan"
} |
{
"en": "The government should protect local companies from external competition.",
"lg": "nan"
} | {
"en": "She once told her husband to sleep on the floor without a blanket.",
"lg": "Lumu yagambako bba nti yeebake wansi ku ttaka nga talina na bulangiti."
} | {
"en": "The number of companies taking people to the Middle East for work has increased.",
"lg": "Muganda wange/mwannyinaze yawummula egy'amagye omwaka oguwedde."
} |
{
"en": "The deputy headteacher was attacked.",
"lg": "Omumyuka w'omukulu w'essomero yalumbiddwa."
} | {
"en": "Everyone should acquire a national identity card.",
"lg": "Buli omu ateekeddwa okufuna endagamuntu."
} | {
"en": "The board members could not agree on whether to fire her or not.",
"lg": "Omuwendo gwa kkampuni ezitwala abantu mu Buwalabu okukola gweyongedde."
} |
{
"en": "The next football match shall be held in the stadium.",
"lg": "Omuzannyo oguddako gujja kubeera mu kisaawe."
} | {
"en": "Uganda can get a lot of money from the oil sector.",
"lg": "Uganda esobola okufuna ssente mptirivu mu by'amafuta."
} | {
"en": "He challenged the election results in the Supreme Court of Uganda.",
"lg": "Ab'akakiiko akafuzi tebaasobola kukkaanya oba bamugoba oba nedda."
} |
{
"en": "That department is responsible for providing medical and surgical care to patients.",
"lg": "Ekitongole ekyo kivunaanyizibwa ku kuwa obujjanjabi n'okulongoosa abalwadde."
} | {
"en": "President has his budget that is funded by public funds.",
"lg": "Pulezidenti abeera n'embalirira ye evujjirirwa ssente z'eggwanga."
} | {
"en": "My father has spent fifteen years with that car.",
"lg": "Yawakanya ebyava mu kulonda mu Kkooti ya Uganda Ensukkulumu."
} |
{
"en": "There is no hope of him getting that money in four days.",
"lg": "Tewali ssuubi lyonna nti ajja kufuna ssente ezo mu nnaku nnya."
} | {
"en": "Students are encouraged to help each other whenever there is a need.",
"lg": "Abayizi bakubirizibwa okuyambagana buli lwe wabeerawo obwetaavu."
} | {
"en": "She asked her friends when her mother was coming back.",
"lg": "Kitange emmotoka eyo amaze nayo emyaka kkumineetaano."
} |
{
"en": "This year must be better than last year.",
"lg": "Omwaka guno guteekwa okuba omulungi okusinga oguwedde."
} | {
"en": "The teachers advised students to revise their books.",
"lg": "Abasomesa baawa abayizi amagezi okusoma ebitabo byabwe."
} | {
"en": "Unlicensed schools shall be closed.",
"lg": "Yabuuza mikwano gye ddi nnyina lwe yali agenda okudda."
} |
{
"en": "The government put measures in place to protect its people from the virus.",
"lg": "Gavumenti yateekawo empenda okutangira abantu baayo obutakwatibwa kawuka."
} | {
"en": "He put his money on the shop counter.",
"lg": "Yateeka ssente ze ku mmeeza y'edduuka."
} | {
"en": "What are some of the minor lakes?",
"lg": "Amasomero agatalina lukisa kukola galina okuggalwa."
} |
{
"en": "It seems you were dreaming.",
"lg": "Kirabika wali oloota."
} | {
"en": "The taxis were scarce today.",
"lg": "Takisi zibadde ntono leero."
} | {
"en": "The floods swept away people's crops.",
"lg": "Ezimu ku nnyanja entonotono ze ziruwa?"
} |
{
"en": "My cousin's leg was shot during the riot last week.",
"lg": "Okugulu kwa kizibwe wange kwakubwa essasi mu keegugungo wiiki ewedde."
} | {
"en": "Someone has just entered your car.",
"lg": "Waliwo omuntu ayingidde mu mmotoka yo."
} | {
"en": "How many refugee camps are in Uganda?",
"lg": "Amataba gaatwala ebirime by'abantu."
} |
{
"en": "He washed his clothes from the basin.",
"lg": "Yayoleza engoye ze mu bbaafu."
} | {
"en": "He said more money will be needed to fully fund the project.",
"lg": "Yagamba nti wajja kwetaagisaayo ssente endala okuvujjirira puloojekiti mu bujjuvu."
} | {
"en": "The minister did not respond to my phone call.",
"lg": "Nkambi mmeka ez'abanoonyi b'obubudamu eziri mu Uganda?"
} |
{
"en": "Hens eat millet grains.",
"lg": "nan"
} | {
"en": "You saved my boy because you knew how to swim.",
"lg": "Wataasizza mutabani wange kubanga wabadde omanyi okuwuga."
} | {
"en": "Blood can be stored in a medically approved refrigerator for up to thirty five days.",
"lg": "Minisita teyayanukula ssimu yange gye namukubira."
} |
{
"en": "Everyone is affected by the lockdown in one way or another.",
"lg": "Buli muntu akoseddwa omuggalo mu ngeri emu oba endala."
} | {
"en": "He has been in that office for more than thirty-five years now.",
"lg": "Abadde mu woofiisi eyo okumala emyaka egisoba mu makumi asatu mu etaano kati."
} | {
"en": "There are a few driving schools around here.",
"lg": "Omusaayi gusobola okukuumirwa mu firiigi etuukana n'omutindo gw'eby'obujanjabi okumala ennaku asatu mu ttaano."
} |
{
"en": "What are you eating?",
"lg": "Olya ki?"
} | {
"en": "When did you first meet her?",
"lg": "Wamusisinkana ddi?"
} | {
"en": "There was chaos as billions were lost in the fire.",
"lg": "Mu kitundu kino mulimu amasomero matono agayigiriza okuvuga mmotoka."
} |
{
"en": "Community programs can help people to understand the importance of protecting the environment.",
"lg": "Pulogulaamu z'ekitundu zisobola okuyamba abantu okutegeera omugaso gw'okukuuma obutonde."
} | {
"en": "nan",
"lg": "nan"
} | {
"en": "The rebels continued fighting even after the peace agreement.",
"lg": "Waabaddewo akavuyo ng'obuwumbi butokomokera mu muliro."
} |
{
"en": "The weed destroyed the tree they use for shade.",
"lg": "Omuddo gwayonoona omuti gwe bafunangamu ekisiikirize."
} | {
"en": "nan",
"lg": "nan"
} | {
"en": "There is a set theme for every competition.",
"lg": "Abayeekera beeyongera okulwana n'oluvannyuma lw'endagaano ey'emirembe."
} |
{
"en": "The headteacher addressed the pupils' at the assembly in English.",
"lg": "Omukulu w'essomero yayogerako eri abayizi mu Lungereza mu lukuŋŋaana lwabwe."
} | {
"en": "The team was ready to take on the challenge for the title.",
"lg": "Ttiimu yabadde neetegefu okulwanira ekikopo."
} | {
"en": "Listening to music is a form of entertainment.",
"lg": "Waliwo omulamwa ogutegekebwa ku buli kuvuganya."
} |
{
"en": "The deceased has left so many debts.",
"lg": "Omugenzi alese amabanja mangi."
} | {
"en": "Where do you live?",
"lg": "Obeera wa?"
} | {
"en": "Students have to be informed and educate about their fundamental rights.",
"lg": "Okuwuliriza ennyimba kuba kwesanyusaamu."
} |
{
"en": "The kidnapped students were rescued by the army.",
"lg": "nan"
} | {
"en": "My friend likes begging.",
"lg": "Mukwano gwange ayagala okusabiriza."
} | {
"en": "The army officer has been promoted to the rank of general.",
"lg": "Abayizi balina okubuulirwa n'okusomesebwa ku ddembe lyabwe."
} |
{
"en": "She knew where to find her.",
"lg": "Yamanya ew'okumusanga."
} | {
"en": "The government distributed ambulances to different districts.",
"lg": "Gavumenti yagaba emmotoka ezitambuza abalwadde mu disitulikiti ez'enjawulo."
} | {
"en": "He told us his name.",
"lg": "Munnamagye akuziddwa n'atuuka ku daala lya generaali."
} |
{
"en": "Some health centres get only a few people for medication.",
"lg": "Amalwaliro agamu gafuna abantu batono okufuna obujjanjabi."
} | {
"en": "Why is it necessary to wear a mask during this season of the pandemic?",
"lg": "Lwaki kyetaagisa okwambala masiki mu kiseera kino eky'ekirwadde?"
} | {
"en": "This has been a good harvest time.",
"lg": "Yatugamba erinnya lye."
} |
{
"en": "Some Americans claim that the virus was made by the Chinese government.",
"lg": "Abantu abamu mu Amerika bagamba nti ekirwadde kya korona gavumenti ya China ye yakikola."
} | {
"en": "The clinic was relocated to a cheaper building.",
"lg": "Kiriniki yakyusibwa ekifo n'etwalibwa ku kizimbe ekyassente entonoko."
} | {
"en": "He is worried about the burglaries happening in the area.",
"lg": "Kino kibadde kiseera kirungi kya kukungula."
} |
{
"en": "The doctor said that coronavirus can be reduced with mass vaccination.",
"lg": "Ddokita yagamba nti kkolona asobola okukendeezebwa okuyita mu kugema okw'ekikungo."
} | {
"en": "They are withholding important details on taxation issues.",
"lg": "Beesigalizza ensonga enkulu ku bikwatagana ku musolo."
} | {
"en": "Why did he leave the organization?",
"lg": "Yeeraliikirira obubbi obw'okumenya amayumba obuli mu kitundu."
} |
{
"en": "Ethiopia is considered to have the highest firepower.",
"lg": "Ethiopia etwalibwa okuba n'ebyokulwanyisa eby'amaanyi."
} | {
"en": "None of the employees was forced to take a pay cut.",
"lg": "Tewali n'omu ku bakozi yawalirizibwa okusalibwako omusaala."
} | {
"en": "Henry Okello Oryem is Uganda's minister of state for international affairs.",
"lg": "Lwaki yava mu kibiina?"
} |
{
"en": "The government must put the bill into law.",
"lg": "Gavumenti erina okufuula ebbago etteeka."
} | {
"en": "Do you have training in project management?",
"lg": "Olina okutendekebwa mu kukwasaganya pulojekiti?"
} | {
"en": "The teacher was angry at the students' misconduct in the class.",
"lg": "Henry Okello Oryemu ye minisita wa Uganda omubeezi ow'ensonga z'ebweru."
} |
{
"en": "The district task force didn't have enough funds to train all health workers.",
"lg": "Akakiiko ka disitulikiti akadduukirize tekaalina buyambi bumala okutendeka abasawo bonna."
} | {
"en": "Cleaning the streets is a sign of Christianity.",
"lg": "Okulongoosa amakubo kabonero ka bukrisitu."
} | {
"en": "nan",
"lg": "Omusomesa yanyiiga nnyo olw'abayizi okweyisa obubi mu kibiina."
} |
{
"en": "The announcement was made on the radio.",
"lg": "Ekirango kyayisibwa ku leediyo."
} | {
"en": "Your lives are in danger.",
"lg": "Obulamu bwammwe buli mu matigga."
} | {
"en": "Political Candidates on the national level are nominated individually by the electoral commissions.",
"lg": "nan"
} |
{
"en": "We shifted to the city because my father got a new job there.",
"lg": "Twasengukira mu kibuga kubanga taata yafunayo omulimu omuggya."
} | {
"en": "My father climbed the Rwenzori mountain.",
"lg": "Kitange yalinnya olusozi lwa Rwenzori."
} | {
"en": "Everyone needs the freedom to freely express their ideas.",
"lg": "Bannabyabufuzi abeesimbyewo mu ggwanga lyonna basunsulibwa obukiiko bw'ebyokulonda kinnoomu."
} |
{
"en": "Male partners can attend antenatal care as a way to support pregnant mothers.",
"lg": "Abaami basobola okubeera mu bifo ab'embuto we banywera eddagala ng'engeri y'okuyambako bamaama ab'embuto."
} | {
"en": "There will be economic instability in the region.",
"lg": "Wajja kubaawo okutabanguka mu byenfuna mu kitundu."
} | {
"en": "She has two children in this school.",
"lg": "Buli omu yeetaaga eddembe okwoleka endowooza ze mu bwetaaye."
} |
{
"en": "The system will help improve studentsÕ performance.",
"lg": "Enkola ejja kuyamba okutumbula ensoma y'abayizi."
} | {
"en": "This happened at a gathering.",
"lg": "Kino kyatuuseewo mu lukuŋŋaana."
} | {
"en": "Our town was once visited by the president.",
"lg": "Alina abaana babiri mu ssomero lino."
} |
{
"en": "People should work with the ruling party instead of opposing it.",
"lg": "Abantu balina okukola n'ekibiina ekiri mu buyinza mu kifo ky'okukivuganya."
} | {
"en": "You are left with five minutes to the end of the examination.",
"lg": "Musigazizzaayo eddakiika ttaano ekigezo kikomekkerezebwe."
} | {
"en": "We live in a real world.",
"lg": "Lumu pulezidenti yakyalako mu kabuga kaffe."
} |
{
"en": "I spent a lot of money on this house.",
"lg": "Ennyumba eno nagisaasaanyizaako ssente nnyingi."
} | {
"en": "She knows three different languages.",
"lg": "Amanyi ennimi ssatu ez'enjawulo."
} | {
"en": "The changing of age-old social norms has been met with some resistance.",
"lg": "Tubeera mu nsi eya ddala."
} |
{
"en": "Government should be able to support women in different projects.",
"lg": "Gavumenti eteekeddwa okuba n'obusobozi okuyamba abakyala mu pulojekiti ez'enjawulo."
} | {
"en": "Non-government schools continue to perform better than government schools.",
"lg": "Amasomero agatali ga gavumenti gakyeyongera okukola obulungi okusinga amasomero ga gavumenti."
} | {
"en": "For an external and independent oversight.",
"lg": "Okukyusa empisa z'abantu ez'edda kusanze okuwakanyizibwa."
} |
{
"en": "There is a doctors` conference every year.",
"lg": "Buli mwaka badokita baba n'olukungaana."
} | {
"en": "What is that one thing that you will never forget in your entire life?",
"lg": "Kintu ki ekyo ky'otayinza kwerabira mu bulamu bwo bwonna?"
} | {
"en": "There are many things in the community that hinder girls from continuing with education.",
"lg": "Okunoonyereza okuli ebweru nga kwetongodde."
} |
{
"en": "Political heads of urban councils should have a minimum of a senior six certificate.",
"lg": "Abakulembeze b'ebyobufuzi abatuula Ku bukiiko obuddukanya ebibuga balina okuba ekitono ennyo nga balina ebbaluwa ya siniya ey'omukaaga."
} | {
"en": "The musicians adopted new music styles.",
"lg": "Omuyimbi yakoppayo engeri z'okuyimba empya."
} | {
"en": "I believe that the football team has a successful future ahead of it.",
"lg": "Waliwo ebintu bingi mu kitundu ebiziyiza abawala okugenda mu maaso n'emisomo gyabwe."
} |
{
"en": "How did the story end?",
"lg": "Emboozi yafundikidde etya?"
} | {
"en": "The national basketball team hired a new manager.",
"lg": "Ttiimu y'eggwanga ey'omupiira gw'ensero yafuna maneja omuggya."
} | {
"en": "The remains of the aeroplane from the accident were buried.",
"lg": "Nzikiriza nti ttiimu y'omupiira gw'ebigere erina ebiseera eby'omu maaso ebitangaavu."
} |
{
"en": "He won his first gold medal during the athletic games.",
"lg": "Yawangula omudaali gwe ogwa zzaabu ogwasooka mu mpaka z'okudduka."
} | {
"en": "One thought that my decision to leave at that time was not wise.",
"lg": "Omu yalowooza nti nze okusalawo okugenda mu kiseera ekyo tekyali kya magezi."
} | {
"en": "He plays for the national cricket team.",
"lg": "Ebisigalira by'ennyonyi eyagwa ku kabenje byaziikibwa."
} |
{
"en": "She participated in the high jump competition.",
"lg": "Yeetaba mu mpaka z'okubuuka okw'okutumbiira waggulu."
} | {
"en": "Financial institutions charge high rates.",
"lg": "Ebitongole by'ebyensimbi biggyako ebisale bya waggulu."
} | {
"en": "My friend was discriminated against because of her black skin color.",
"lg": "Azannyira ttiimu y'eggwanga eya cricket."
} |
{
"en": "The new power station will generate a lot of electricity for the country.",
"lg": "Ekkolero ly'amasannyalaze eppya lijja kuvaamu amasannyalaze mangi agajja okukozesebwa mu ggwanga."
} | {
"en": "Elections for district leaders are yet to start in Tororo District.",
"lg": "Okulonda abakulembeze ba disitulikiti mu disitulikiti y'e Tororo tekunnabaawo."
} | {
"en": "Teachers gave their students company during the trip.",
"lg": "Mukwano gwange yaboolebwa olw'okuba muddugavu."
} |
{
"en": "One of the Standard operating Procedures is wearing a face mask.",
"lg": "\"Emu ku ngeri ennungi y'okulwanisa ekirwadde kya ssenyiga omukambwe, kwe kwambala akakkookolo.\""
} | {
"en": "The fire started from one of the rooms before spreading to other rooms.",
"lg": "Omuliro gw'atandikidde mu kimu ku bisenge nga tegunnasaasaana mu bisenge ebirala."
} | {
"en": "This ensures that recruitment into government employment is done on merit.",
"lg": "Abasomesa bawerekerako abayizi baabwe mu kulambula."
} |
{
"en": "There is a lot of entertainment on the different television channels.",
"lg": "Waliwo ebisanyusa bingi ku mikutu gya ttivi egy'enjawulo."
} | {
"en": "Some exploited workers are not helped when they seek legal help.",
"lg": "Abamu ku abo abakozesebwa ennyo ate nga baweebwa omusaala mutono tebayambibwa ensonga zaabwe bwe bazitwala mu mateeka."
} | {
"en": "Investors will fund in areas which are in peace.",
"lg": "Kino kikakasa nti abantu abaweebwa emirimu gya gavumenti ddala baba bagwana."
} |
{
"en": "Light helps us to see well in the night.",
"lg": "Ekitangaala kituyamba okulaba obulungi ekiro."
} | {
"en": "The citizens have decided to fight each other over politics.",
"lg": "Bannansi basazeewo kulwanagana olw'ebyobufuzi."
} | {
"en": "Government hospitals face a lot of challenges in doing their work.",
"lg": "Abasigansimbi bajja kuvvujjirira mu bitundu ebilina emirembe.e"
} |
{
"en": "The punishment for unlawful assembly is one year imprisonment.",
"lg": "Ekibonerezo ky'olukiiko olutali mu mateeka Kya mwaka gumu ku alimaanda."
} | {
"en": "The function was held in the Eastern part of Uganda.",
"lg": "Omukolo gwategekebwa mu kitundu ky'omu Buvanjuba bwa Uganda."
} | {
"en": "\"Only once in a while, but still piloted by Russian experts.\"",
"lg": "Amalwaliro ga gavumenti gasanga okusoomoozebwa kubingi nga gakola emirimu gyago."
} |
{
"en": "The police recovered the bodies of two people from the building which had collapsed.",
"lg": "Poliisi yazuula emirambo gya bantu babiri okuva mu kizimbe ekyali kigudde."
} | {
"en": "She plays football with her brothers.",
"lg": "Azannya ne baganda be omupiira."
} | {
"en": "Your mother loves you too much.",
"lg": "Mulundi gumu gwokka mu bbanga eddene naye era zikyavugibwa abakugu Abarussia."
} |
{
"en": "The Uganda premier league will be live on television.",
"lg": "Liigi ya Uganda eya ttiimu ez'oku ntikko ejja kulagibwa butereevu ku ttivvi."
} | {
"en": "Some truck drivers get arrested due to lack of driving licenses.",
"lg": "Baddereeva ba loore abamu bakwatibwa olw'obutaba nga bisaanyizo bya kuvuga."
} | {
"en": "The doctor advised me to eat more fruits.",
"lg": "Maama wo akwagala okukamala."
} |
{
"en": "\"To some academicians, the multiracial people emerged from the colonial period.\"",
"lg": "\"Eri abayivu abamu, abantu b'emisaayi emitabule baava mu kiseera ky'obufuzu bw'amatwale.\""
} | {
"en": "He was manhandled then handcuffed for stealing the phone.",
"lg": "Baamukutte n'oluvannyuma ne bamuteeka ku mpingu olw'okubba essimu."
} | {
"en": "The media has played a crucial role in protecting children's rights through awareness.",
"lg": "Ddokita yampa amagezi okwongera okulya ebibala."
} |
{
"en": "The bride's price should be a non-refundable gift in Uganda.",
"lg": "Omutwalo guteekeddwa okuba ekirabo ekitaddizibwayo mu Uganda."
} | {
"en": "\"Recently, two children died due to diarrhoeal diseases caused by poor sanitation.\"",
"lg": "\"Gye buvuddeko, abaana babiri baafa olw'obulwadde bw'ekiddukano obwava ku bucaafu.\""
} | {
"en": "What is kept in the cupboard?",
"lg": "Amawulire gakoze omulimu gwa ttendo okukuuma eddembe ly'abaana ng'eyita mu kumanyisa abantu."
} |
{
"en": "You should learn to work faster and more efficiently.",
"lg": "Olina okuyiga okukola amangu ate bulungi."
} | {
"en": "Banks will be open for only six hours a day.",
"lg": "Bbanka zijja kuba nzigule okumala essaawa mukaaga zokka olunaku."
} | {
"en": "The university is trying to find a solution for the students who missed their examinations.",
"lg": "Kiki ekiterekebwa mu kkabada?"
} |
{
"en": "Each class had five streams",
"lg": "Buli kibiina ky'ali kyawuddwamu ebibinja bitaano."
} | {
"en": "Communities are aware of the prevalence of coronavirus disease in the country.",
"lg": "Abantu bakimanyi nti waliwo ekirwadde kya korona mu ggwanga."
} | {
"en": "Farmers need to invest in a records management system.",
"lg": "Yunivaasite egezaako okuzuula eky'okukolera abayizi abataakola bigezo byabwe."
} |
{
"en": "The journalist did not have information about the minister.",
"lg": "Munnamawulire teyalina mawulire gonna ku minisita."
} | {
"en": "The leaves have pods because of the pests.",
"lg": "Ebikoola birwadde olw'ebiwuka."
} | {
"en": "I told you not to tell him anything.",
"lg": "Abalimi beetaaga okufaayo ku kukuuma ebiwandiiko."
} |
{
"en": "He intends to ensure proper allocation and distribution of the country's resources.",
"lg": "Agenderera kukakasa nti eby'obugagga by'eggwanga bisaasaanyizibwa n'okubigabanya obulungi."
} | {
"en": "How do woodland and thickets grow?",
"lg": "Ebibira n'obusaka bimera bitya?"
} | {
"en": "The corrupt workers were stopped from working.",
"lg": "Nakugamba oleme kumugamba kintu kyonna."
} |
{
"en": "\"After their wedding, they lived happily ever after.\"",
"lg": "Oluvannyuma lw'embaga yaabwe babeera mu ssanyu jjereere."
} | {
"en": "\"Without the additional week, turnover would be eleven point one percent higher than last year.\"",
"lg": "\"Ng'oggyeeko wiiki eyeeyongeramu, ssente ze yafuna zaasingako ebitundu kumi na kimu n'akatundutundu kamu ku z'omwaka oguwedde.\""
} | {
"en": "They have to vote for their leaders.",
"lg": "Abakozi abalya nguzi baayimiriziddwa okukola."
} |
{
"en": "The summit will be attended by people coming from different countries.",
"lg": "Olukungaana lujja kubaamu abantu abava mu mawanga ag'enjawulo."
} | {
"en": "The residents were shocked by the discovery of the body.",
"lg": "Abatuuze baakubwa entiisa ng'omulambo guzuuliddwa."
} | {
"en": "It is rare to find a father raising his children by himself.",
"lg": "Balina okulonda abakulembeze baabwe."
} |
{
"en": "She was a beautiful girl.",
"lg": "Yali muwala mubalagavu."
} | {
"en": "She is singing for her little sister.",
"lg": "Ayimbira muganda we omuto."
} | {
"en": "I have no idea about what you are asking.",
"lg": "Ssi kya bulijjo okusanga taata ng'akuza abaana be yekka."
} |
{
"en": "\"When it rains, the pupils get shelter from the nearby church.\"",
"lg": "Enkuba bw'etonnya abayizi baggama ku kkanisa eriraanyeewo."
} | {
"en": "The continent has the youngest population in the world",
"lg": "Ssemazinga alina omuwendo gw'abantu abasingayo obuto mu nsi."
} | {
"en": "A legal framework is in place to help commercial banks expand their financial lending.",
"lg": "Sirina kye mmanyi ku ky'obuuza."
} |
{
"en": "Why do you look so old?",
"lg": "Lwaki olabika ng'omukadde ennyo?"
} | {
"en": "He would use his workers to get the job done.",
"lg": "Yakozesanga bakozi be okukola emirimu."
} | {
"en": "Starting a war against the government is the highest form of treason.",
"lg": "Ennambika y'ebyamateeka eteereddwawo okuyamba bbanka okugaziya okuwola ssente."
} |
{
"en": "Grabbed three hundred sixty-six acres and later sold at eleven billion shillings.",
"lg": "Yiika z'ettaka ebikumi bisatu mu nkaaga mu mukaaga ezabbibwa oluvannyuma zaatundibwa obuwumbi kkumi na kamu obwa siringi."
} | {
"en": "He thanked his wife for being trustworthy and hardworking.",
"lg": "Yeebaza mukyala we olw'okubeera omwesigwa era omukozi."
} | {
"en": "Their school uniform is blue.",
"lg": "Okutandikawo olutalo ku gavumenti kwe kulya mu nsi yo olukwe okusingayo."
} |
{
"en": "Who is responsible for providing students with food at school?",
"lg": "Ani avunaanyizibwa ku kuwa abayizi emmmere ku ssomero?"
} | {
"en": "Being a professional shows ones level of expertise in a specific fierd",
"lg": "Okubeera omutendeke kiraga eddalya ly'obukugu bw'omuntu mu kisaawe ekimu."
} | {
"en": "I come from the pearl of Africa",
"lg": "nan"
} |
{
"en": "The lockdown will be extended if cases continue to rise",
"lg": "Omuggalo gujja kwongezebwayo singa abalwadde beeyongera."
} | {
"en": "\"As a student, how can I attain an academic scholarship?\"",
"lg": "Ng'omuyizi ninza ntya okufuna sikaala y'okusoma?"
} | {
"en": "Her best game in the Uganda Championships took place in the 2007 Uganda Championships in Kampala.",
"lg": "Nva mu kkula lya Africa"
} |
{
"en": "The goods stolen were worth five million Uganda shillings.",
"lg": "Ebyamaguzi ebyabbiddwa byabadde bibalirirwamu obukadde bwa ssente za Uganda butaano."
} | {
"en": "Universities adopt and use e-learning systems",
"lg": "Ssettendekero zizze ku kusomeseza ku mutimbagano."
} | {
"en": "The Uganda Revenue Authority has some technological solutions.",
"lg": "nan"
} |
{
"en": "The business community informed the council to involve people in the planning process.",
"lg": "Abasuubuzi baasabye akakiiko okwetabyamu abantu mu nteekateeka."
} | {
"en": "The children have just finished eating food.",
"lg": "Abaana baakamaliriza okulya emmere."
} | {
"en": "What kind of businesses operate in that community?",
"lg": "Ekitongole kya Uganda Ekiwoozamisolo kirina enkola za tekinologiya ezigonjoola obuzibu."
} |
{
"en": "Valuable species of trees are cut down.",
"lg": "Ebika by'emiti eby'omuwendo bisalibwa."
} | {
"en": "The supporters mobilized funds for transport to the game.",
"lg": "Abawagizi baasonda ensimbi z'entambula okugenda okulaba omuzannyo."
} | {
"en": "The people desire to exercise their freedom.",
"lg": "Bizinensi kika ki ezikolebwa mu kitundu ekyo?"
} |
{
"en": "The games will start at midday.",
"lg": "Emizannyo gijja kutandika mu ttuntu."
} | {
"en": "The number of youths who have contracted the disease increases every month.",
"lg": "Omuwendo gw'abavubuka abakwatiddwa obulwadde gweyongera buli mwezi."
} | {
"en": "Government money is often embezzled.",
"lg": "Abantu kye bayaayanira kwe kweyagalira mu ddembe lyabwe."
} |
{
"en": "The cat was moving with its tail lifted.",
"lg": "Ppuusi yali etambula ng'ewanise omukira gwaayo."
} | {
"en": "Most refugees stay in temporary homes like tents.",
"lg": "Abanoonyiboobubudamu abasinga babera mu nnyumba ezitali za buwangaazi nga weema."
} | {
"en": "People should always show kindness and love to others.",
"lg": "Ssente za gavumenti zitera okukumpanyizibwa."
} |
{
"en": "The elephant is the largest animal in the world.",
"lg": "Enjovu ye nsolo esingayo obunene mu nsi."
} | {
"en": "Most of the prostitutes operate in Kampala's city center.",
"lg": "Bamalaaya abasinga obungi bakolera mu kibuga kya Kampala wakati."
} | {
"en": "All police officers combined effort to end the protests.",
"lg": "nan"
} |
{
"en": "Schools will only teach bright students.",
"lg": "Amasomero gajja kusomesa abayizi abagezi bokka."
} | {
"en": "The jerrycan has two holes at the bottom.",
"lg": "Ekidomola kirimu ebituli bibiri mu ntobo."
} | {
"en": "More women have started to embrace family planning.",
"lg": "Abasirikale ba poliisi bonna baakolera wamu okukomya okwekalakaasa."
} |
{
"en": "nan",
"lg": "nan"
} | {
"en": "What do students study in college?",
"lg": "Abayizi basoma ki mu ttendekero?"
} | {
"en": "They began fighting and were unable to get anything done.",
"lg": "Abakazi beeyongedde okwettanira entegeka y'ezzadde."
} |
{
"en": "\"Among the many contestants, only one can merge as the winner.\"",
"lg": "\"Mu bavuganya abangi, omu yekka y'awangula.\""
} | {
"en": "The parents failed to raise small examination fees.",
"lg": "Abazadde baalemererwa okutoola ssente z'ebigezo entono."
} | {
"en": "Water is usually scarce in dry areas.",
"lg": "Baatandika okulwanagana era tebaasobola kubaako kye bakola."
} |
{
"en": "She loves her daughter so much.",
"lg": "Ayagala nnyo muwala we."
} | {
"en": "Forgery and conning are acts of deceptions.",
"lg": "Okujingirira n'obufere bikolwa bya bulimba."
} | {
"en": "The amount of money required to take a coronavirus test will be communicated.",
"lg": "Amazzi gabeera ga bbula mu biseera by'ekyeya."
} |
{
"en": "Little is known about her history.",
"lg": "Bitono nnyo ebimanyiddwa ku byafaayo bye."
} | {
"en": "Some of the landslide victims do not want to shift to the resettlement camp.",
"lg": "Abamu ku abo abaakosebwa okubumbulukuka kw'ettaka tebaagala kusengulwa batwalibwe mu bitundu ebirala."
} | {
"en": "He stressed the relevance of cooperation from both states to fight cholera and Ebola.",
"lg": "Omuwendo gw'ensimbi ogwetaagisa okukebera akawuka ka kolona gujja kwogerebwa."
} |
{
"en": "Health workers provide medicine to circumcised makes to heal the wound quickly.",
"lg": "Abakozi b'ebyobulamu bagabira abakomoleddwa eddagala okusobozesa ekiwundu okuwona amangu."
} | {
"en": "People should be educated about culture.",
"lg": "Abantu balina okusomesebwa ku byobuwangwa ."
} | {
"en": "Some countries in the Northern part of African have light-skinned people.",
"lg": "Yaggumiza omugaso gw'amawanga gombi okukolera awamu okulwanyisa Ebola ne kolera."
} |
{
"en": "The Africa Cup of Nations is widely watched around the continent.",
"lg": "Ekikopo kya Afirika eky'amawanga gonna kirabibwa okwetooloola ensi."
} | {
"en": "nan",
"lg": "nan"
} | {
"en": "Youth resort to criminality because they are lazy.",
"lg": "Ensi ezimu eziri mu Bukiikaddyo bwa Afirika zirimu abantu abeeru."
} |
{
"en": "He worked as an engineer at a construction company.",
"lg": "nan"
} | {
"en": "The campaigns were launched today.",
"lg": "Kakuyege atongozeddwa leero."
} | {
"en": "The expenses cannot be traced.",
"lg": "Abavubuka basalawo okuzza emisango kubanga banafu."
} |
{
"en": "Government cautioned leaders to give full accountability for the money they received.",
"lg": "Gavumenti yalabudde abakulembeze okuwa embalirira yonna ku ssente ze baafunye."
} | {
"en": "We have the highest confirmed cases of coronavirus.",
"lg": "Tuyina abalwadde b'akawuka ka kolona abakakasidda abakyasinze obungi."
} | {
"en": "It is used to catch silverfish.",
"lg": "Ebyensaasaanya tebisobola kuzuulwa."
} |
{
"en": "The full dose for tuberculosis is taken for a long period of time",
"lg": "Ddoozi y'akafuba ennamba ogimirira ebbanga ddene"
} | {
"en": "He lent her money so that she can pay back later.",
"lg": "Yamuwola ssente azimusasule oluvannyuma."
} | {
"en": "Are there any health risks involved in tobacco growing>",
"lg": "Kyeyambisibwa okuvuba mukene."
} |
{
"en": "Only a caretaker of a coronavirus patient is allowed in the ward.",
"lg": "Alabirira omulwadde wa kkolona yekka y'akkirizibwa mu waadi."
} | {
"en": "My internet connection was disrupted by the storm.",
"lg": "Yintaneeti yange yacankalanyizibwa omuyaga."
} | {
"en": "Where has the shopkeeper gone?",
"lg": "Waliwo obuzibu bwonna ku bulamu obuli mu kulima taaba?"
} |
{
"en": "The government encourages family planning among married couples.",
"lg": "Gavumenti ekubiriza abafumbo okukozesa enkola eky'ekizaalagumba."
} | {
"en": "\"Bukalasa Agricultural College has adapted a new Curriculum and expects are in support of this , therefore students are requested to get copies from the ministry of education offices.\"",
"lg": "Ettendekero ly'ebyobulimi erya Bukalasa lifulumizza enteekateeka y'ebisomesebwa empya era abakugu kino bakiwagira n'olw'ekyo abayizi basabibwa okuuna kkopi ku woofiisi ya minisitule y'ebyenjigiriza."
} | {
"en": "His father owned a small house in the village.",
"lg": "nan"
} |
{
"en": "My brother is two years older than me.",
"lg": "Muganda wange ansingako emyaka ebiri."
} | {
"en": "She was the first tenant to occupy this house.",
"lg": "Ye mupangisa eyasooka ku nnyumba eno."
} | {
"en": "Don’t pretend as if you care.",
"lg": "nan"
} |
{
"en": "We visited the Nyero rock paintings when I was in primary school.",
"lg": "Twalambula ebisiige by'enjazi z'e Nyero nga ndi mu ssomero lya pulayimale."
} | {
"en": "\"If you get the right advice, you are most likely to do the right things.\"",
"lg": "\"Bw'ofuna amagezi amatuufu, emikisa mingi nti ojja kukola ekintu ekituufu.\""
} | {
"en": "Prolonged Regional outages hinder business in small and large-scale industries.",
"lg": "Teweefuula nga afaayo."
} |
{
"en": "People have been attacked by elephants.",
"lg": "Abantu balumbiddwa enjovu."
} | {
"en": "Children are considered to be a blessing in African cultures.",
"lg": "Abaana batwalibwa okuba eky'omukisa mu buwangwa bw'Abafirika."
} | {
"en": "I learned how to make ice cream.",
"lg": "Amasannyalaze okuvaako okumala ebbanga eddene mu bitundu kikosa bizinensi z'amakolero amatono n'amanene."
} |
{
"en": "Police has advised the motorcycle riders against covering their lights.",
"lg": "Ppoliisi ewadde abavuzi ba ppikipiki amagezi balekere awo okubikka amataala gaabwe."
} | {
"en": "\"When the baby donkey woke up, he was alone.\"",
"lg": "\"\"\"Omwana gw'endogoyi bwe gwagolokoka, gwali gwokka.\""
} | {
"en": "My friend claims that he is being bewitched.",
"lg": "Nayiga engeri y'okukolamu ayisi kkuliimu."
} |
{
"en": "Land wrangles have often resulted in deaths and evictions",
"lg": "Enkaayana ku ttaka zizze zifiiramu abantu n'okusengulwa."
} | {
"en": "My young sister is not afraid of moving alone at night.",
"lg": "Muto wange tatya kutambula yekka kiro."
} | {
"en": "The communications officer refused to give any information to the press.",
"lg": "Mukwano gwange agamba nti bamuloga."
} |
{
"en": "Students need to work hard to improve their grades.",
"lg": "Abayizi balina okusoma ennyo okufuna obubonero obulungi."
} | {
"en": "She went to the hospital with her husband.",
"lg": "Yagenda mu ddwaliro ne bba."
} | {
"en": "The heavy rains are a sign of climate change in the country.",
"lg": "Omukungu w'ekitongole ky'eby'empuliziganya yagaanye okubaako by'abuulira bannamawulire."
} |
{
"en": "The two friends shared with their friends what they had observed in the city.",
"lg": "Ab'emikwano ababiri baanyumizaako mikwano gyabwe bye baali balabye mu kibuga."
} | {
"en": "Mothers play a very special role in children's upbringing.",
"lg": "Bamaama bakola omulimu ogw'enjawulo mu nkuza y'abaana."
} | {
"en": "Farmers need help to reach certain markets.",
"lg": "Enkuba ennyingi kabonero akalaga nti waliwo enkyukakyuka mu mbeera y'obudde mu ggwanga lino."
} |
{
"en": "I have great memories of high school.",
"lg": "Waliwo ebintu bingi ebinsanyusa bye nzijukira bwe nnali nga nkyasoma sekendule."
} | {
"en": "She obtained funds from donor countries to provide for vulnerable people.",
"lg": "nan"
} | {
"en": "The government constructed Kitalya prison to decongest Luzira prison.",
"lg": "Abalimi beetaaga obuyambi okutuuka ku butale obumu"
} |
{
"en": "A leader guides the rest of the people on what to do.",
"lg": "nan"
} | {
"en": "Health workers are expected to start working on Monday.",
"lg": "Abasawo basuubirwa okutandika okukola ku Mmande."
} | {
"en": "One COVID-19 case has been recorded at the Eastern border of Uganda and Kenya.",
"lg": "Gavumenti yazimba ekkomera ly'e Kitalya okukendeeza ku mujjuzo mu kkomera ly'e Luzira."
} |
{
"en": "The combined use of land increased to two hundred fifty four thousand hectares.",
"lg": "Okukozeseza awamu ettaka kweyongera okutuuka ku hekiteya emitwalo abiri mu etaano mu enkumi nnya."
} | {
"en": "We saw a man wearing black clothes in the forest.",
"lg": "Twalabye omusajja ng'ayambadde engoye enzirugavu mu kibira."
} | {
"en": "Besigye accused the National Resistance Movement of being a one-man dictatorship.",
"lg": "Omulwadde omu owa COVID-19 azuuliddwa ku nsalo y'ebuvanjuba bwa Uganda ne Kenya ."
} |
{
"en": "She always did her best despite the challenges she faced.",
"lg": "Yakolanga ekisoboka kyonna newankubadde yayita mu kusoomoozebwa."
} | {
"en": "Each country must have at least one airport.",
"lg": "Buli ggwanga lirina okubeera n'ekisaawe ky'ennyonyi waakiri kimu."
} | {
"en": "The bible says love your neighbor as you love your self.",
"lg": "Besigye yalumiriza National Resistance Movement okuba wansi wa nnakyemalira omu."
} |
{
"en": "Witch doctors do most of their activities in the shrine.",
"lg": "\"Abalaguzi, ebintu byabwe ebisinga obungi babikolera mu ssabo.\""
} | {
"en": "He was disappointed with his English examination results.",
"lg": "Yennyamira olw'ebyava mu kigezo kye eky'essomo ly'Olungereza."
} | {
"en": "Lining behind candidates could cause conflict among the voters.",
"lg": "Bbayibuli egamba nti yagala muliraanwa wo nga bwe weeyagala."
} |
{
"en": "There are many security measures put in place.",
"lg": "Eby'okwerinda binywezeddwa."
} | {
"en": "Most of the minerals are got from the ground.",
"lg": "Eby'obugagga eby'omu ttaka ebisinga obungi biggibwa wansi."
} | {
"en": "The family's country house is beautiful.",
"lg": "Okusimba mu mugongo gw'abesimbyewo kyandireeta obukuubagano mu balonzi."
} |