text
stringlengths
51
191
resampled_wavs/common_voice_lg_24857521.wav|Tebaalonda.
resampled_wavs/common_voice_lg_27815460.wav|Omuwala talinnya miti, bw'agulinnya gukala oba teguddamu kussa.
resampled_wavs/common_voice_lg_28325733.wav|Engeri ez'enjawulo okugula gye kusabibwamu.
resampled_wavs/common_voice_lg_27821629.wav|Omuntu bw'afuna eddagala, alina kudduka mbiro agende ataase omuntu oli alwadde.
resampled_wavs/common_voice_lg_28221386.wav|Yimirira mangu!
resampled_wavs/common_voice_lg_28388589.wav|Bonna baatabanguka olw'omusajja eyali abaganza bonsatule.
resampled_wavs/common_voice_lg_28514555.wav|Bateesa okukola omulimu gundi, oba okuyingira mu kibiina.
resampled_wavs/common_voice_lg_23757952.wav|Oluvannyuma lw'okusambula ettaka osobola okuliteekamu ebigimusa oba ekiriisa ky'ettaka.
resampled_wavs/common_voice_lg_28339796.wav|Ensonga e'zembagirawo zitera okuleetawo obunkenke.
resampled_wavs/common_voice_lg_28200787.wav|Obwerabize kibi nnyo, ani eyakuba pulaani ye bbanka ya Uganda enkulu?
resampled_wavs/common_voice_lg_24143844.wav|Gwe waakalaba abantu bameka abalya ebibala ebyo?
resampled_wavs/common_voice_lg_28307503.wav|Mbeebalizaako Katonda eyabawa Maama ebbanga lya myaka kyenda, Katonda abaagadde.
resampled_wavs/common_voice_lg_28163614.wav|Abawanduka mu masomero bangi nnyo mu bitundu by'ebyalo.
resampled_wavs/common_voice_lg_28533273.wav|Ozukukka n'onaaba, oyambala n'osoma essaala.
resampled_wavs/common_voice_lg_27912451.wav|Mwami Kampi bambi yadduka n'ayita omusawo eyakoleranga mu kabuga k'e Matugga.
resampled_wavs/common_voice_lg_28175975.wav|Amafuta gaggwamu mangu n'ekunywa ssente.
resampled_wavs/common_voice_lg_27997946.wav|Atieno yali munakuwavu.
resampled_wavs/common_voice_lg_28351445.wav|Abazadde balina okufuba okulaba nga abaana baabwe balamu bulungi.
resampled_wavs/common_voice_lg_24143054.wav|Essomero lintamye lwa baana abo kuntulugunya.
resampled_wavs/common_voice_lg_27752384.wav|Olunaku olwaddako, Kato yagendako mu nnimiro ye .
resampled_wavs/common_voice_lg_28225409.wav|Gavumenti eyongezza amaanyi mu kuwa abavubuka obubaka n'obukugu.
resampled_wavs/common_voice_lg_24799147.wav|Enzikiriziganya eteekeddwako omukono okutumbula enkolagana mu by'obulamu.
resampled_wavs/common_voice_lg_28352085.wav|Mu byalo, bamaama bafa nga bazaala olw'ebyobujjanjabi ebibi.
resampled_wavs/common_voice_lg_23756307.wav|Wamma lwaki ebyenyanja tebabitwala ku buko?
resampled_wavs/common_voice_lg_28216240.wav|Ekisenge wandibadde okyera oba okukisimuula buli lunaku.
resampled_wavs/common_voice_lg_28222552.wav|Emikisa mingi egiriwo mu bizinensi.
resampled_wavs/common_voice_lg_27955530.wav|Omuwi w'amagezi ku by'okussa ensimbi mu mirimu alina buvunaanyizibwa ki?
resampled_wavs/common_voice_lg_27752564.wav|Oluganda okusobola okwasanguza amagezi ag'ekikugu.
resampled_wavs/common_voice_lg_28223909.wav|Maama wange yasiibye mu kisenyi olunaku lw'eggulo ng'alima.
resampled_wavs/common_voice_lg_27959242.wav|Yamubuuza oba yali ayagala omulimu.
resampled_wavs/common_voice_lg_28038909.wav|Eddebe lino ddene nnyo!
resampled_wavs/common_voice_lg_28515829.wav|Bwe twasigala fekka kuno.
resampled_wavs/common_voice_lg_28184065.wav|N'obuyambi bw'ebikozesebwa bino, abaana bajja kugenda ku ssomero buli lunaku.
resampled_wavs/common_voice_lg_23818112.wav|Omukyala oyo ayagala nnyo okunywa ccaayi mu tuntu.
resampled_wavs/common_voice_lg_28500611.wav|Nga bakasitoma bwe bakyusa mu ngula nga wayise ebbanga.
resampled_wavs/common_voice_lg_28331661.wav|Emisango gy'obuli bw'enguzi egisinga gigobebwa mu mbuga z'amateeka olw'okubulwa obukakafu.
resampled_wavs/common_voice_lg_28134668.wav|Bataata bakola omulimu gwa mugaso nnyo mu maka.
resampled_wavs/common_voice_lg_28141968.wav|Ebibiina by'abavuka ebisiga obulungi ensimbi zaabyo biziganyulwamu nnyo.
resampled_wavs/common_voice_lg_28155790.wav|Embogo n'enkula ku matale tebivaayo.
resampled_wavs/common_voice_lg_28215849.wav|Besigye abadde yaakavuganya Museveni okumala enfunda eziwera yasalawo obuteetaba mu kalulu ka mulundi guno.
resampled_wavs/common_voice_lg_27752597.wav|Kasita ofuna omuntu nga ye akulembeza kya kwegatta mudduke era kimanye nti si mutuufu.
resampled_wavs/common_voice_lg_25011628.wav|Yiintaaviyu bulijjo ebeerawo wakati w'abantu babiri oba abasukkamu.
resampled_wavs/common_voice_lg_27752436.wav|Emabega w'oluggi wayitibwa ebisegguusi.
resampled_wavs/common_voice_lg_24788972.wav|Ambyulensi zitwala abalwadde mu ddwaliro.
resampled_wavs/common_voice_lg_28293977.wav|Yagambye nti kibeera kikyamu okuyingizaamu erinnya lye.
resampled_wavs/common_voice_lg_28237806.wav|Embeera eyongedde okutabuka okutuusa poliisi bw'etuuse era embeera n'edda mu nteeko.
resampled_wavs/common_voice_lg_28175320.wav|Akwatidde ekibiina kya FDC bbendera, Amuriat, avumiridde enneeyisa y'abeebyokwerinda n'engeri gye bamukuttemu.
resampled_wavs/common_voice_lg_24903393.wav|Bannayuganda bakyali bulungi okuva ku kubalukawo kw'akawuka ka ebola.
resampled_wavs/common_voice_lg_28321164.wav|Amuriat atuukidde mu bigere, agambye nti abadde afa kimu kumukakasa.
resampled_wavs/common_voice_lg_24015957.wav|Omusajja omwavu tayagalika bannange atama.
resampled_wavs/common_voice_lg_28219587.wav|Enjogera ezo zibuuza ggwe nange, nga bageraageranya ku mulimi era n'omubumbi.
resampled_wavs/common_voice_lg_27952185.wav|Ebibye yabifunanga luvanyuma nnyo.
resampled_wavs/common_voice_lg_28142089.wav|Yabadde ava mu mmotoka ye n'akuba abalabi ebimyanso nga n'e Bunaayira balengerayo bulungi.
resampled_wavs/common_voice_lg_28249760.wav|Kiiso kya mbuzi yakolebwanga bw'ati
resampled_wavs/common_voice_lg_28337756.wav|Embeera y'ekifo w'osomera.
resampled_wavs/common_voice_lg_27823430.wav|Omugenzi Albert Ssempeke yali mwatiikirivu nnyo mu kukuba ebivuga eby'ekinnansi mu Buganda.
resampled_wavs/common_voice_lg_28540194.wav|Omwana akaabye nnyo oluvannyuma lwa ssabbuuni okumugenda mu maaso.
resampled_wavs/common_voice_lg_27840380.wav|NRM yateegezezza ng'okulonda okwategekeddwa bwe kuli okw'abantu bokka abalondebwa obutereevu okutuula ku CEC.
resampled_wavs/common_voice_lg_28210487.wav|Abantu bawaddeyo ettaka ery'okukolerako emirimu gy'ekkanisa.
resampled_wavs/common_voice_lg_27956291.wav|Amasiro ge, kye kibuga kye Jjimbo.
resampled_wavs/common_voice_lg_27963652.wav|Era ne bamukuba amasasi agamusse.
resampled_wavs/common_voice_lg_28087263.wav|Omubiri ogwemyala guba gutimbaganye gwonna emisiwa.
resampled_wavs/common_voice_lg_27883659.wav|Awo yajjukila enkoko ya mutabani we.
resampled_wavs/common_voice_lg_28488245.wav|Ggwe wuuyo Silver ozze?
resampled_wavs/common_voice_lg_28325470.wav|Tosobola kwesigama ku buli omu.
resampled_wavs/common_voice_lg_27974043.wav|Kuno yongerako emirimu enkuyanja naawe gy'omanyi egitaggwa waka.
resampled_wavs/common_voice_lg_28155979.wav|Abazze be baafunye obubaka obubayita.
resampled_wavs/common_voice_lg_28535876.wav|Edda waaliwo omulenzi eyagenda okunoonya omulimu n'akolera omubazzi.
resampled_wavs/common_voice_lg_28350210.wav|Ono asabye abavubuka okulinnyisa omutindo basobole okuziba emyaganya egivaamu abantu abakulu.
resampled_wavs/common_voice_lg_28192048.wav|Ekibiina kyajaguzza emyaka amakumi asatu mu ena bukya nga kibeerawo.
resampled_wavs/common_voice_lg_27873275.wav|Ki ekibeera mu kasenge k'abayi?
resampled_wavs/common_voice_lg_27800442.wav|Oyo mwannyinaze mwagala nnyo.
resampled_wavs/common_voice_lg_27808223.wav|Kwolwo teyasobola kumulaba n'olwekyo ebbaluwa yagikwasa munne.
resampled_wavs/common_voice_lg_24005488.wav|Omwezi gubonese era enkya tugenda kutandika okusiiba.
resampled_wavs/common_voice_lg_28216292.wav|Bannannyini mmotoka bateeseteese okwekalakaasa.
resampled_wavs/common_voice_lg_28353930.wav|Eddwaliro mu kyalo kyaffe liri wala nnyo, tosobola kutambula kiro.
resampled_wavs/common_voice_lg_27822875.wav|Okunoonyereza kuno era kwalambika enkola atafaanagana eri mu masomero ga nnassale.
resampled_wavs/common_voice_lg_27822028.wav|Era nga tayagala mukyala we kukyala mu maka g'okumirirwano.
resampled_wavs/common_voice_lg_27815462.wav|Akongozzebwa mu ngeri nga zino
resampled_wavs/common_voice_lg_27941248.wav|Noluvanyuma amaaso nagazza ku ngatto zo.
resampled_wavs/common_voice_lg_24810512.wav|Gavumenti etadde sente mu kuzimba amalwaliro amapya.
resampled_wavs/common_voice_lg_28042242.wav|Amatta nsejjere ze ssaawa eze ttumbi.
resampled_wavs/common_voice_lg_24026750.wav|Ani eyakugambye okutwala omuggo gwange?
resampled_wavs/common_voice_lg_28199462.wav|Omulwadde agende anywe amata.
resampled_wavs/common_voice_lg_28239612.wav|Tebandeke yaddamu kimu nti, 'Taata tewali kyembadde'.
resampled_wavs/common_voice_lg_28046130.wav|Ssentebe w'ekyalo kino talina ky'ayambye batuuze be.
resampled_wavs/common_voice_lg_27860387.wav|Buvunaanyizibwa bwa gavumenti okuzimba amasomero okuwa ebyenjigiriza eby'obwereere.
resampled_wavs/common_voice_lg_28139493.wav|Enkya tugenda kwogerako ne maama.
resampled_wavs/common_voice_lg_27787559.wav|Mu byenjigiriza talina mutawaana.
resampled_wavs/common_voice_lg_28135551.wav|Buli wamu, buli woofiisi omugagga bassibwamu nnyo ekitiibwa.
resampled_wavs/common_voice_lg_28128629.wav|Ab'eLuweero be baalidde empanga mu kutuukiriza omutemwa gw'omwezi gwa Mugulansigo mu nkola y'emirimu.
resampled_wavs/common_voice_lg_28038382.wav|Era ebibiina ebisinga byagwa kubanga beefuula abagezigezi ne balya ssente zaabyo.
resampled_wavs/common_voice_lg_28293936.wav|Okusobozesa okukola amangu ku ebyo byonna ebiba bisaliddwawo ebikwata ku bukuumi.
resampled_wavs/common_voice_lg_27871765.wav|Si kigambo kitene era si kyangu ku ky'eggyako singa oba ogudde mu katego kaakyo.
resampled_wavs/common_voice_lg_27885704.wav|Emmere eyebbali ku muwumbo esooka okubegebwako omukyala n'anoonya eryokya munda eyitibwa Bifampewo.
resampled_wavs/common_voice_lg_24491236.wav|Bwe nzijukira ebiwanuzibwa ku mumpembe eyasalangako bantu banne emimwa bineewuunyisa.
resampled_wavs/common_voice_lg_27757450.wav|Bannakigwanyizi tebalina kuteekawo mbeera emubanja.
resampled_wavs/common_voice_lg_24875466.wav|Nsonga ki eziyinza okuba nga zirobera abanoonyi b'obubuddamu okufuna empeereza.
resampled_wavs/common_voice_lg_28123611.wav|Yasaba mutowe ajje amuyambeko ku dduuka.
resampled_wavs/common_voice_lg_28168392.wav|Bamaama baafuna entandikwa okuva mu kibiina ky'obwegassi okutumbula bizinensi zaabwe.