text
stringlengths
0
2.73k
eby'oyo byatutabula dda gwate omuntu atasalawo
ebya katonda bizibu kumanya okimanyi nga musajjaawo bweyagula kopyuta
ebyavudde mu kubuuliriza byasonze ku gwe gwe ogamba otya
ebyenda bino tebyayozeddwa bulungi birimu akantu
ebyennyanja byonna amaaso mye eNGNGonge zaagaliddemu
ebyewuunyo tebiggwa tuva kulab aku musajja eyazuukidde
ebyo birabo bya munnamwe mubitereke bulungi
ebyo bye weeraguza bijja kukumalako abantu
ebyo byoyita ebiti z'ensaamu za jjajjaawo z'akozesa zitereke bulungi
ebyo byoyogera bigenda kuleeta okutabuka mu baganda bo biveeko
ebyo ebibya ebiri awo ani abireseewo
ebyo ebisagazi byetaaga kusaawa bibikwe mu lusuku
ebyo ebisiki yaleese byakukoomera mabidde ge
ebyo ebizigo batugambye birwaza kkokolo bisaabe mpola
ebyo nga binfananidde bubi biringa ebyonoonese tebiriike
ebyo nze tebimpugula kunzigya ku mulamwa
ebyoyo ndwawo okubikwata anti si mwesimbu
eccupa zange ezo zikwate n'obwegendereza tozaasa
edda awo we twateganga ensonzi
edda awo we twatwalanga engoye okuziddabiriza
edda awo wetwalindiranga amata ge twasuubulanga
edda enju yaffe yamalwanga bumalwa n'obusa
edda twalowoozanga nti emiwafu gyatondebwa bwegityo
edda twalyanga amayanzi naye kati abaana bagatya
edda twsibanga omugoyo ne tugutwala ku ssomero nga gwetulya e kyemisana
eddagala lya nnyoko eryo litwaale mu nju temuliyiwa
eddiba eryo lirekere munno ye yalyesoose twali liri ettono
eddiba eryo lya njobe at liri lya ngabi kwotudde lye lye nte
eddiba lye mmondo eryo mulitereke bulungi NGNGenda kukolamu nkofiira
effugabbi ly'oyo lye lyamuntamya
effumbiro lyetaaga kulongoosa
effumbiro lyonna litonnya lyetaaga kuserukulula kitereezebwe
effumu lyo liwange mu lukandwa lwe lusinga
eggaali y'oyo teweeka yagaana okuteekako kkaliya
eggulo bamukubye obuswanyu ng'atibula nnyini
eggulo nnasanze ewa muko basengejja era buno bwe bubaka
eggunju eryo lyalya dda enkoko zange okuzimalawo mulitte tuliwone
egyo emifaliso mugiwanike waggulu gireme kutufuunza
egyo emiti gyemutema mutyo nga temusimba mirala bweginnagwawo munakola mutya
egyo emyera ani agiguze atamanyi kulonda mmere
ekibanja kya kalali ekye buddu yakitunda nga takyewuluntayo
ekibanja kyeyalina ewaffe ba ssempappe baakimulesa dda
ekibuga ekyo kye kisinga okubaamu abakola engatto
ekidaala kyemubadde muzimba ewa ganaafa kyaki
ekide ekyo bwekivuga ng'omanya abakozi mu ssamba bannyuka
ekigaaga ekyo kirandize ku mutuba
ekigazi kya maama otemye kyaki
ekigwo kye yeerindiggula wano kwe kwava obuvune obwo
ekikata kya munno bwokimala okizza talera kukyazika
ekikolokomba ekyo kiyuzeemu okyongere ku miziNGNGoonyo
ekikopo kya maama eky'ebumba kigudde ne kyatika
ekikugaana okulya wano kiki bwonoosanga maamaawo tannafumba
ekikunta ekyo kyetaaga kwanikako abaana b'akifuuyisaako omusulo
ekiraalo ekyo kyetaaga kuddaabiriza
ekirevu kyonna kisaakaatidde kyetaaga kutoolako olaba n'abaana bakutya
ekiri wali tekirojjeka kyetaaga kwerabirako
ekisaganda kye bbuga kyonna kisaleesale tuweze enva
ekisambu omwali lumonde ogenda kukizaamuuki
ekisibo ky'embuzi ekyali wano kyaddawa
ekisiibo eky'omwaka guno kyonna tukimuliddeko mu kyalo
ekisumuluzo nkirese wa muliraanwa wemuba mukinona
ekiswa ekyo kirabika kyafuluka kubanga kimaze ebbanga nga tekibuuka
ekita ekyo kyetaaga kutwala wa buteeraba akisone
ekitabo ekyo kikuume bulungi nga nange bwenkikuumye
ekiteeteeyi kya muwalawo kyamukyamudde era akusiimye nnyo
ekitoji kyessaati yo kyonna ndaba kiyulise
ekiwale ekyo kiwunya kyambulemu mangu okyozeeko
ekkanzu gyebaakuwadde ng'ekweya gikunjeeko
ekkubo eryo nnnalisuulamu emisanvu oba ani yagigyawo
ekkubo liri eryomulusaalu teriyitikamu ku nkuba eno
ekkubo lyonna lyammeramu dda omuddo
ekyakulobedde okwambala engatto kiki
ekyalo kino kyonna kyabamakobe
ekyamugaanyi okwambala engatto nsalika ejula kumukutulako kagere
ekyantamya oluguddo olwo bubenje siruyitako ne ssisanga kabenje
ekyassa kitaawo kuvugula bakaabandi naawe bwotekomeko owedde
ekyo ekibonerezo kye wafunye kikumala
ekyo ekikande kye weesimbyeko obwomu onookiyinza
ekyo ekikapu jajjange yeeyakimpa temukizaanyisa mutwale ensawo eri
ekyo ekikunta nze nnakikomaga nga NGNGenze ewa jajja
ekyo ekimuli mukyegendereze kyasimuza
ekyo ekiryo kyasimbwa tebyasa temumulyangako ensujju
ekyo ekisibo kyo kisaana kufunira kifo kigazi awo wafunze
ekyo ekitabo kirimu ebifaananyi ebitiisa
ekyo ekiwugulu kyakaabira ennaku satu nga tekyosezza
ekyo kyama kyaffe gwe tewandibyenyizeemu kubanga oyinza n'okutuloopa
ekyo nno ekikapu mukikwate bulungi nanyinikyo akyetaaga
ekyo tekijja kukola kisingako n'ogendayo oba olyaawo onofuna kyewetaaga
ekyogero ekyo kikaddiye tukiyiwe bagenda kututemera ekirala
ekyogero ekyo kyetaaga kubugumya tunaaze ku mwana
ekyoto ekimu tekimala mukume ekirala twanguye obudde buzibye
ekyotuumya jajja angaliga mbu ye yasooka okugula emmotoka eyo
embaata za mutabaniwo zoonoonye amazzi gange mugambe azisibe
embaawo zaabwe zonna z'ayokeddwa eb'ettima
embaga eyabadde ewa binojjo yamaze ennaku ssatu
embaga za kuno zonna zaatufuma ziggwera mu mirerembe
emboozi z'oyo zaatutama dda anti zonna zijjudde bulimba busa
embuzi eyo gitwale ogisibeyo ku ttale
embuzi tezagala kulya muddo guliko musulo
embuzi y'omwami yabuze eggulo tetulina we tutatuuse nga tunoonya naye wa