text
stringlengths
51
191
resampled_wavs/common_voice_lg_23750555.wav|Buli muntu nsuubira alina ekirowoozo ekyawukana ku ky'omulala.
resampled_wavs/common_voice_lg_27760271.wav|Waliwo omusajja alabika ng'atunuulidde ekifaanaanyi enkaliriza.
resampled_wavs/common_voice_lg_28042333.wav|Abakulembeze balina okutuukiriza obuvunaanyizibwa bwabwe mu ngeri y'ekikugu.
resampled_wavs/common_voice_lg_27991152.wav|Ekikopo kya Kakungulu kyasooka kuyitibwa kitya?
resampled_wavs/common_voice_lg_24875278.wav|Kampuni y'emigabo ejja kutandikibwawo okuddukanya pulojekiti.
resampled_wavs/common_voice_lg_28019223.wav|Okuggalawo kw'amasomero n'amalwaliro kireka abawala nga beetaaga nnyo okuyambibwa.
resampled_wavs/common_voice_lg_27912847.wav|Mukwano gwange ali wa ?
resampled_wavs/common_voice_lg_28239679.wav|Abayizi mu masomero ga pulayimale tebakola bulungi nnyo.
resampled_wavs/common_voice_lg_28269057.wav|Engeri nyingi ezabeeranga ku kyoto okusomesa abaana ebintu ebibetoolodde.
resampled_wavs/common_voice_lg_27947412.wav|Mu bitundu bya Buddu abantu baayo bakozzi nyo.
resampled_wavs/common_voice_lg_28317340.wav|Bwe nawulira ekyo omutima gwantyemuka be ttwa.
resampled_wavs/common_voice_lg_28205638.wav|Ebintu by'oba okozesezza mu kulya biddaabirize bw'oba toli wa kuby'olezaawo.
resampled_wavs/common_voice_lg_28164975.wav|Abasuubuzi b'omu butale baasabiddwa okugoberera okulambikibwa kw'ebyobulamu okusukka ekirwadde bbunansi.
resampled_wavs/common_voice_lg_27958705.wav|Bwofaayo ku munno by'alina bimuggweko ani anaakuyamba?
resampled_wavs/common_voice_lg_27807189.wav|Olubugo bba w'embugo zonna lwe luyitibwa nabugi
resampled_wavs/common_voice_lg_27808154.wav|Omukazi yasiibangawo yekka ewaka era nga abeera mu kiwuubaalo.
resampled_wavs/common_voice_lg_28336563.wav|Wabula abatuuze b'alina basoba mu mutwalo omulamba.
resampled_wavs/common_voice_lg_28302846.wav|Omukutu guno gusoma amawulire ag'obulimba agawabya ensi.
resampled_wavs/common_voice_lg_28221900.wav|Tulina okwegata bwetuba twagala okuzimba enguudo embi ze tulina,
resampled_wavs/common_voice_lg_24875181.wav|Abakozi mu ddwaliro balina okuweebwa ssente ez'obukozi buli lunaku.
resampled_wavs/common_voice_lg_24940046.wav|Ekkanisa abantu gye bajja okusabira awamu.
resampled_wavs/common_voice_lg_28471983.wav|Enkola emu eya kino ye y'okusibaokusabika ensigo zo mu kintu.
resampled_wavs/common_voice_lg_28303886.wav|Okusinziira ku bbaluwa eyawandikiddwa, Obwakabaka bwatuukirizza ebisaanyizo byonna ebyetaagisa okutandika kampuni ya bannamateeka.
resampled_wavs/common_voice_lg_28268074.wav|Abawakanya enteekateeka z'ebibiina tebatera kuwangaala mu bibiina byabwe ebipya.
resampled_wavs/common_voice_lg_27775433.wav|Poliisi mu Kampala ekutte abantu abasoba mu ataano.
resampled_wavs/common_voice_lg_27946891.wav|Okukola ku mbeera singa wabaawo okulemesebwa okutuuka ku nzizi.
resampled_wavs/common_voice_lg_28210198.wav|Enfundikira ya akatabo 'Zinunula'.
resampled_wavs/common_voice_lg_23909134.wav|Nsaba kumpeerezaako ku ssaawa yange eyo.
resampled_wavs/common_voice_lg_28538316.wav|Naye oteekwa okuba ng'Omuyindi oyo omumanyi.
resampled_wavs/common_voice_lg_28162458.wav|Agambye nti enguudo zino zigenda kusinga kuganyula Uganda.
resampled_wavs/common_voice_lg_27771304.wav|Bwe kiba nti omusajja oyo akwagalako mukwano gwokka, ggwe olaba nti muntu mutuufu okukuwasa.
resampled_wavs/common_voice_lg_28293949.wav|Ebikozesebwa okunaaba mu ngalo bisatu birina okuteekebwa mu katale ako akalimu abantu abangi.
resampled_wavs/common_voice_lg_28331463.wav|Maama wange yeewoze looni y'ebisale by'essomero ey'ebbanga ettono okuva mu banka.
resampled_wavs/common_voice_lg_23754524.wav|Kiki ekisinga okukunyiiza ku nsi kuno?
resampled_wavs/common_voice_lg_28134172.wav|Lwaki ebizimbe bya mugaso mu ssomero?
resampled_wavs/common_voice_lg_27955489.wav|Kkooti enkulu mu Kampala esazizzaamu ekibonerezo ekyali kyaweebwa Lililian Aciro, omukyala alina abaana omusanvu.
resampled_wavs/common_voice_lg_28241915.wav|Abasenze balina eddembe okubeera ku ttaka okusinziira ku mateeka ga Uganda.
resampled_wavs/common_voice_lg_28215913.wav|Emikolo gye tayinza kugisazaamu.
resampled_wavs/common_voice_lg_24891280.wav|Twetaaga okukyusa kw'obuyinza okw'emirembe.
resampled_wavs/common_voice_lg_24808490.wav|Eyaweebwa omulimu mwetegefu okugoberera ebiragiro b'ebyobulamu ku disitulikiti.
resampled_wavs/common_voice_lg_28497752.wav|Osinziira ku kya kunnyonyola okw'ebingi awamu
resampled_wavs/common_voice_lg_28036542.wav|Wabula ne yeebaza Mugabi olw'obuteenyigira mu ntalo era n'okubeera omuntu atasiba busungu.
resampled_wavs/common_voice_lg_24832232.wav|Omuyizi omu yalekebwa n'obulemu oluvannyuma lw'amataba.
resampled_wavs/common_voice_lg_24815404.wav|Buzinensi zeetaaga okuba nga sisobola okwewola.
resampled_wavs/common_voice_lg_28317024.wav|Ssentebe yagonjodde enkaayana z'ettaka.
resampled_wavs/common_voice_lg_28398950.wav|Waliwo ensonga ezireetedde ennimi ezo okuba nga ze zisinze okweyolekera ku bupande mu mpya z'amasomero.
resampled_wavs/common_voice_lg_25011623.wav|Abakulembeze battute ensonga eno mu yafeesi ennene naye era tebayina kye bafunye.
resampled_wavs/common_voice_lg_28155798.wav|Abataka abaagalana be balima akambugu.
resampled_wavs/common_voice_lg_28169014.wav|Empisa yaabwe kwali kwetoowaza era mazima n'okwewombeeka.
resampled_wavs/common_voice_lg_28292497.wav|Akakiiko k'ebyokulonda tekannaba kulonda nnaku za kulonda.
resampled_wavs/common_voice_lg_28339829.wav|Yeevuma ekikula ky'olulimi lwe.
resampled_wavs/common_voice_lg_23915316.wav|Omusaayi gwe nga mukwafu nnyo.
resampled_wavs/common_voice_lg_27852623.wav|Kabogoza y'akulira ekiwayi ekivunaanyizibwa ku nzirukanya y'emirimu mu Buganda Land Board.
resampled_wavs/common_voice_lg_24142587.wav|Okuteeka olukomera ku mbuzi zo we ziri kiyamba nnyo obutaliibwa bisolo by'emabbali.
resampled_wavs/common_voice_lg_24026488.wav|Ekifo kino wabula kifunda nnyo.
resampled_wavs/common_voice_lg_28533830.wav|Ogunyonyi ne gumugamba nti Fulipo oli musiru.
resampled_wavs/common_voice_lg_28042401.wav|Emigga mu Kidepo Valley giringa ekibatu ky'omuntu.
resampled_wavs/common_voice_lg_24123733.wav|Abayizi abamu basaakiriza nnyo banaabwe basobole okulwana.
resampled_wavs/common_voice_lg_28162985.wav|Omusajja oyo alina eddoboozi.
resampled_wavs/common_voice_lg_28292828.wav|Okuggumiza mu mpandiika kwolekebwa n'ensirifu bbiri.
resampled_wavs/common_voice_lg_27807320.wav|Kayitibwa empumuzo.
resampled_wavs/common_voice_lg_27959127.wav|Bw'oba onaaba oteekwa okuba n'amazzi, ekyangwe, ssabbuni, ekiyinja n'ebirala.
resampled_wavs/common_voice_lg_28389681.wav|Nzuuno nkuli wano.
resampled_wavs/common_voice_lg_28318587.wav|Abalimi ebiseera ebimu bagezaako okwongera ku bugimu bw'ettaka.
resampled_wavs/common_voice_lg_28325358.wav|Minisita w'ebyenjigiriza omuggya alayiziddwa.
resampled_wavs/common_voice_lg_28184595.wav|Naye yafunamu okuwuluguma mu lubuto lwayo kubanga enjala yali egiruma.
resampled_wavs/common_voice_lg_28180644.wav|Bwe baba bakubi ba bikonde baba bagenkanya
resampled_wavs/common_voice_lg_28341936.wav|Omusajja baamututteko ennyumba ye lwa kwewola mu bbanka.
resampled_wavs/common_voice_lg_28522608.wav|Amangu ago awatali kutemya na kikowe n'agolola omukono gwe ogwa ddyo.
resampled_wavs/common_voice_lg_28398909.wav|Naye olwokuba nti kakerenda kava ku lubaya n'abaana abomu maka omwo bakwata ekkubo lye limu.
resampled_wavs/common_voice_lg_28325497.wav|Omukulu w'essomero si mutendeke bulungi.
resampled_wavs/common_voice_lg_28175522.wav|Beekweka mu kisaka okutuusa ekiro.
resampled_wavs/common_voice_lg_27821892.wav|Y'ensonga Iwaki envubu tegenda wala okuva okumpi n'amazzi olw'okutya okwokebwa omuliro.
resampled_wavs/common_voice_lg_27852490.wav|Robinah Nabbanja n'alondebwa okubeera Ssaabaminisita.
resampled_wavs/common_voice_lg_28222967.wav|Amasiga agafumbirwako mu kiseera eky'ekibi gayitibwa gatya?
resampled_wavs/common_voice_lg_28205633.wav|Oluvannyuma ategeeze akakiiko k'ebyokulonda mu butongole nti avudde mu lwokaano.
resampled_wavs/common_voice_lg_27871724.wav|Tulina olukungaana olw'okumala ennaku essatu olukwata ku bukulembeze.
resampled_wavs/common_voice_lg_24059955.wav|Maama wange omuto yagudde mu batemu katono bamutte.
resampled_wavs/common_voice_lg_24059658.wav|Yankuutira okwawula okwagala kwange ng'omuntu okuva ku kw'omulimu gye nkola.
resampled_wavs/common_voice_lg_28206494.wav|Ate ekyapa kye kimu ne kikyusibwa.
resampled_wavs/common_voice_lg_27899902.wav|Abantu bangi basenguddwa olw'olutalo .
resampled_wavs/common_voice_lg_28342136.wav|Moraa tawulira.
resampled_wavs/common_voice_lg_28243877.wav|Elinnya Kasendwa lya muntu, naye ate bwe njogera ku Akasendwa mba ntegeeza akkatayimbwa.
resampled_wavs/common_voice_lg_27941533.wav|Singa omuntu alina obubonero buno taweebwa bujjanjabi, olwo obulwadde buno bufuuka bwa lubeerera
resampled_wavs/common_voice_lg_28357487.wav|Okuweneggera kwe kuseka mu nseka eye kisiru.
resampled_wavs/common_voice_lg_23955307.wav|Bw'oba tolunda kintu kyonna waka oba tolina kya kutunda mu kaseera nga weetaaga ssente.
resampled_wavs/common_voice_lg_28228056.wav|Amabanja galeetera abasomesa obutatereera nga basomesa mu masomero
resampled_wavs/common_voice_lg_27958271.wav|Engeri gye wayokebwa tosaana kubeera wano.
resampled_wavs/common_voice_lg_28240704.wav|Engugo kitegeeza ki?
resampled_wavs/common_voice_lg_24132567.wav|Abantu abamu balowooza nti balina kulabirirwa bulabirirwa ekibaleetera okulowooleza mu kuweebwa.
resampled_wavs/common_voice_lg_24020039.wav|Omwaka guno nga tegunnaggwako nsuubira okuzimbayo akayumba.
resampled_wavs/common_voice_lg_28318040.wav|Abesimbyewo tebaagala kuwangulwa kalulu.
resampled_wavs/common_voice_lg_28061083.wav|Luyitibwa ttembere.
resampled_wavs/common_voice_lg_23768171.wav|Bwe nagaana okukkiriza okusoma obusawo jjajjange eyali ansasulira ebisale by'essomero yagaana okunsasulira.
resampled_wavs/common_voice_lg_28488862.wav|Ekirala ekyokusatu ekyali ekizibu, nga tetulina kyuma kifulumya mpapula.
resampled_wavs/common_voice_lg_27806054.wav|Byalaga ng'ebyokutta abantu mu kwekalakaasa kwa Novemba bwe lyali ettemu .
resampled_wavs/common_voice_lg_24829204.wav|Abakulu b'ebyobuwangwa eb'enjawulo balina okwegatta ku lw'enkulaakulana.
resampled_wavs/common_voice_lg_27926844.wav|Ebiwandiiko byange biyinza kukakasibwa bitya?
resampled_wavs/common_voice_lg_28318180.wav|Ebitongole byonna ebirina emigabo egyawandiikibwa mu katale k'emigabo.
resampled_wavs/common_voice_lg_28281798.wav|Ebitono ku Ddamula.