text
stringlengths
51
191
resampled_wavs/common_voice_lg_27807240.wav|Etteeka lino lyagendererwamu kugonjoola nsonga za ttaka.
resampled_wavs/common_voice_lg_28135134.wav|Laba ekigambo ebituufu mu bino.
resampled_wavs/common_voice_lg_27772422.wav|Ebintu bye tuyiseemu bitukolako mu ngeri za njawulo.
resampled_wavs/common_voice_lg_28135433.wav|Payipu za woyilo zinaayitawa mu Uganda.
resampled_wavs/common_voice_lg_24165567.wav|Ebintu ebimu bisaana kusooka kunoonyerezaako nga tebinnakolebwa.
resampled_wavs/common_voice_lg_28293963.wav|Ebbula ly'abakozi mu ddwaliro lyandivaamu omujjuzo.
resampled_wavs/common_voice_lg_28043074.wav|Yakozesa akakisa konna okwesasuza omukozi.
resampled_wavs/common_voice_lg_28105114.wav|Annyonnyodde nti baagala okulaba ng'emiti egisaanyiziddwawo gizzibwawo.
resampled_wavs/common_voice_lg_28522366.wav|Bw'oba ng'oyiga, kola nga mbega.
resampled_wavs/common_voice_lg_28046975.wav|Engoye zewalinga oyambadde zaakutobangako buli kaseera, omuzadde nakunya n'embooge tebuguma nga ozzeemu ekintu kye kimu?
resampled_wavs/common_voice_lg_28146795.wav|Abo abali mu kkalantiini balondoolwa bakungu b'ebyobulamu.
resampled_wavs/common_voice_lg_28219331.wav|Enjuyi ez'enjawulo buli lumu lusula luyiiya engeri ey'okuwangulamu akalulu kano.
resampled_wavs/common_voice_lg_23730428.wav|Abaana bano balina okulambikibwa obulungi mu mpandiika entongole.
resampled_wavs/common_voice_lg_28222047.wav|Omuntu asobola okugenda mu buwanganguse ng'akakiddwa oba nga yeeyagalidde.
resampled_wavs/common_voice_lg_28314440.wav|Abazadde okwetabamu y'emu ku ngeri ey'okutondawo embeera ennungi abayizi gye basomeramu.
resampled_wavs/common_voice_lg_27772210.wav|N'atuula awo ku kkubo ne banne we baatuulanga.
resampled_wavs/common_voice_lg_28533321.wav|Baasisinkana ne Kafeero, Jjumba ne Lukwago.
resampled_wavs/common_voice_lg_28293104.wav|Omusajja omuyigirize okuvulubanira ebyokulya ku mikolo si kya bugunjufu.
resampled_wavs/common_voice_lg_28388739.wav|Omwana ono yakula tayagala kusoma yadde amawulire.
resampled_wavs/common_voice_lg_28337858.wav|Amawanga agasinga mu Uganda galina obwakabaka.
resampled_wavs/common_voice_lg_27800391.wav|Abaana baagenda e Lugogo era ne bakola n'ebigezo.
resampled_wavs/common_voice_lg_24472094.wav|Abantu bakomezzaawo emize gy'edda.
resampled_wavs/common_voice_lg_24875882.wav|Ba puliida balina okutuuka eri abantu abatasobola kutambula kutuuka mu kkooti.
resampled_wavs/common_voice_lg_27811655.wav|Olw'okwagala okukuuma omweggundo oba omudigido, omutontomi aweebwa olukusa okukola ekimuyisaawo.
resampled_wavs/common_voice_lg_27740170.wav|Mu kiseera kino babbulooka baabadde bafulumizza ebintu okuli entebe, emmeeza n'ebikozesebwa ebirala.
resampled_wavs/common_voice_lg_28325097.wav|Alinya waggulu ddala ku muti.
resampled_wavs/common_voice_lg_28294040.wav|Okuwanika ebitaala byokunguudo kijja kukendeeza ku bumenyi bw'amateeka.
resampled_wavs/common_voice_lg_28015723.wav|Amagezi gakuweebwa munno.
resampled_wavs/common_voice_lg_24875226.wav|Bannamawulire b'ebyemizannyo bakola omulimu okutumbula omupiira mu Uganda.
resampled_wavs/common_voice_lg_28019314.wav|Akaya nga amaaso agakuba ku mukwano ggwe ow'edda.
resampled_wavs/common_voice_lg_27774956.wav|Obeera otegeeza kubikira Nnamasole.
resampled_wavs/common_voice_lg_28160864.wav|Engeri ba Keeti gye batatera kubeerawo, akonkona ne ku lujji lwaffe.
resampled_wavs/common_voice_lg_28135289.wav|Engalo ezifaananira ddala ng'ettooke ekkulu eriwaatiddwa ziyitibwa ez'amatooke.
resampled_wavs/common_voice_lg_28219424.wav|Okufuna amagezi amalungi eri ekizibu weetaaga kusooka kweteekateeka.
resampled_wavs/common_voice_lg_27915493.wav|Kirumira yali akimanyi bulungi nti ennyumba tezimbika.
resampled_wavs/common_voice_lg_27808162.wav|Ebiseera ebisinga amagezi g'aba nago gabeera mu Lulimi lwe oluzaaliranwa.
resampled_wavs/common_voice_lg_28046518.wav|Vanilla alina kulimibwa mu kifo ekikakkamu.
resampled_wavs/common_voice_lg_28020424.wav|Akambe akakalakata ekikuta ky'omutuba egugenda okukomagibwa kayitibwa Kkuutu.
resampled_wavs/common_voice_lg_28199494.wav|Oweekitiibwa Noah Kiyimba ayogeddeko eri bannamawulire e Kasubi.
resampled_wavs/common_voice_lg_24142437.wav|Nali mmanyi nti Kkookolo akwata bakulu bokka naye n'abato!
resampled_wavs/common_voice_lg_24085553.wav|Abakyala abatera okugenda okuziika bakola nnyo olugambo.
resampled_wavs/common_voice_lg_27955742.wav|Tafuweeta sigala oba njaga, si wangalo mpanvu era n'amaaso tegamuli mu ngalo.
resampled_wavs/common_voice_lg_24143694.wav|Nkyebuuzaamu oba mukwano gwange yatikiddwa.
resampled_wavs/common_voice_lg_28242066.wav|Lwaki toygala kubeera mu kyalo?
resampled_wavs/common_voice_lg_27812529.wav|Olumuli olukalira ku kisagazi luyitibwa Olukuubiira.
resampled_wavs/common_voice_lg_28331968.wav|Abanoonyi boobubudamu baagala okudda mu nsi zaabwe.
resampled_wavs/common_voice_lg_27916780.wav|Michel Platin nzaalwa ya mu nsi ki?
resampled_wavs/common_voice_lg_23753953.wav|Ebitundu ebimu enkuba bw'etonnyayo bibeera mu katyabaga.
resampled_wavs/common_voice_lg_24815048.wav|Ba puliida bayogedde ne poliisi ku bikwata ku avuganya.
resampled_wavs/common_voice_lg_28015810.wav|Badru n'akwata ssente n'amuwa.
resampled_wavs/common_voice_lg_27884857.wav|Ssensalire eyali akimukuumiddeko omulimu n'agwezza.
resampled_wavs/common_voice_lg_27860643.wav|Singa tulonda bulungi tusobola okuba n'ebiseera by'egwanga lyaffe ebirungi mu maaso.
resampled_wavs/common_voice_lg_27903561.wav|Yali Luuka mu Busoga ng'anoonya akalulu.
resampled_wavs/common_voice_lg_24790385.wav|Abakulembeze balina okukuuma obuyonjo mu kitundu.
resampled_wavs/common_voice_lg_28170899.wav|Waliwo abantu abagezaako okunafuya Obwakabaka.
resampled_wavs/common_voice_lg_28482441.wav|Akati ako kamulisa ebimuli ebyeru na buli kati kayitibwa Kisambandege.
resampled_wavs/common_voice_lg_28307197.wav|Kino kiraga nti newankubadde nga waliwo okuvuganya.
resampled_wavs/common_voice_lg_23821097.wav|Naye omuntu yenna tasaanye kuzaala nga akyali mu muzigo.
resampled_wavs/common_voice_lg_28162954.wav|Muggobe mufumbirwamu empogola lwa kugema nkuba na kiddedde.
resampled_wavs/common_voice_lg_28325146.wav|Singa yali muntu nfa ffe.
resampled_wavs/common_voice_lg_27958488.wav|Baatenderezza bannaddiini olw'omulimu gwe bakoze ng'okutumbula tekinologiya ayambye okwanguya emirimu mu ssiga lino.
resampled_wavs/common_voice_lg_27772095.wav|Nakato wammwe bamuyita
resampled_wavs/common_voice_lg_27771131.wav|Funa enkoko ya lujumba ogisale onaabe eddagala lino ng'omusaayi bwe gukuyiikira mu mutwe.
resampled_wavs/common_voice_lg_28540077.wav|Ssente z'osuubira okuyingiza ziri mmeka.
resampled_wavs/common_voice_lg_27740096.wav|Mu mbeera y'emu n'amasinzizo gaggaddwa.
resampled_wavs/common_voice_lg_27959076.wav|Omusajja amanyiddwa nga Yusuf Nkwanga omwana gwe yakutte asoma mu kibiina kyakutaano.
resampled_wavs/common_voice_lg_27783236.wav|Waliwo omusomesa by'ateekwa okumanya ng'asomesa Oluganda.
resampled_wavs/common_voice_lg_28275063.wav|Yawaabidde ababbi ku poliisi.
resampled_wavs/common_voice_lg_24828632.wav|Wakyaliwo emiwaatwa mu kuwandiisa layini z'amasimu.
resampled_wavs/common_voice_lg_24815979.wav|Okulinnyirira eddembe ly'abaana kibonerezebwa nnyo.
resampled_wavs/common_voice_lg_27814379.wav|Singa Paalamenti ekkiriza okwongeza omuwendo gwa baminisita eba ng'etalina mugaso.
resampled_wavs/common_voice_lg_28158774.wav|Embeera erabika nga nzibu nnyo.
resampled_wavs/common_voice_lg_27783091.wav|Oyo aba ssere.
resampled_wavs/common_voice_lg_27860668.wav|Buli embuzi lwe zaamulabangako nga zitandika okukaaba era ng'oluziggulira zidduka ku ttale zeeriire omuddo.
resampled_wavs/common_voice_lg_28317721.wav|Abawala balina ebibasoomooza ebibaviirako okuwanduka mu masomero.
resampled_wavs/common_voice_lg_24886241.wav|Abawala nabo basobola okusamba omupiira.
resampled_wavs/common_voice_lg_28206775.wav|Toyinza kugeraageranya bulamu bwa muntu ku nnyonyi wadde olugoye.
resampled_wavs/common_voice_lg_28001231.wav|Kirina enkizi bbiri n'embiriizi nkumi na nkumi.
resampled_wavs/common_voice_lg_27807663.wav|Omutanda bw'alagidde abayisiraamu
resampled_wavs/common_voice_lg_28339635.wav|Maama baawunzika bamulongoosezzaamu muto wange.
resampled_wavs/common_voice_lg_28215896.wav|Ebikajjo bye byonna yabitunze.
resampled_wavs/common_voice_lg_27871986.wav|Taata we yagendanga okukola mu kibuga.
resampled_wavs/common_voice_lg_28222111.wav|Aba ayagala azuule 'essanyu' eriri mu kikolwa ekyo eky'okwerooterera.
resampled_wavs/common_voice_lg_23955531.wav|Ng'oggyeeko okutunda obutunzi amenvu olowooza mugaso ki omulala oguli mu menvu?
resampled_wavs/common_voice_lg_28353752.wav|Katikkiro Mayiga abasabye okwewala okulya enguzi n'okugibikkirira.
resampled_wavs/common_voice_lg_24919696.wav|Minisitule eteekateeka kuzimba amasomero ga sekendule amapya mu disitulikiti.
resampled_wavs/common_voice_lg_28352028.wav|Ono yayatiikirira nnyo mu kukyanga omupiira ogw'ebigere n'agunnyuka nga afunye kkaadi eya kyenvu.
resampled_wavs/common_voice_lg_24491577.wav|Naye lwaki omusajja omu tamatira na mukyala omu?
resampled_wavs/common_voice_lg_24144370.wav|Nze naawe obulamu bubeera bunnyumira nnyo.
resampled_wavs/common_voice_lg_28283217.wav|Embeera ye bwe yeeyongedde okuba embi ne bamutwala mu ddwaliro eddene.
resampled_wavs/common_voice_lg_28193177.wav|Emirundi egisinga ebintu bye twogera, engeri gye tweyisaamu, n'ebintu bye tukola tubijja ku bakadde baffe.
resampled_wavs/common_voice_lg_28325006.wav|Ba nnalukalala ebikookolo bye bambala ku maaso nga bagenda okukola obutujju biyitibwa Endogabukadde.
resampled_wavs/common_voice_lg_27974464.wav|Oluwanga lwe lwakuumirwa Bundeke.
resampled_wavs/common_voice_lg_27760211.wav|Ekisenge yakifuluma n'ennyanja y'amaziga, n'enkuyanja y'ebirowoozo.
resampled_wavs/common_voice_lg_27852451.wav|Engoba y'enkejje esemba ku luti, ate esooka ku luti y'entete.
resampled_wavs/common_voice_lg_28408585.wav|Emmere ey'ebbali ku muwumbo ebeera wooma nnyo.
resampled_wavs/common_voice_lg_27955467.wav|Wakulaba nti bannakampala basigaza eddembe lyabwe.
resampled_wavs/common_voice_lg_28015843.wav|Bannamateeka baayogedde ne poliisi ku bikwata ku yeesimbyewo avuganya.
resampled_wavs/common_voice_lg_24016821.wav|Oteekeddwa okunnyambako mu buli mulimu gwe mbeera nkola.
resampled_wavs/common_voice_lg_28134546.wav|Omusaayi gwe mukwafu nnyo.