text
stringlengths 51
191
|
---|
resampled_wavs/common_voice_lg_28209349.wav|Baatugamba okwambala obulungi. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28516008.wav|N'anywa nga bw'alaamiriza mu ngeri ye eya bulijjo. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28036754.wav|Okufa kw'omukkulu mu kitundu kuteera okukosa abavubuka. |
resampled_wavs/common_voice_lg_23909801.wav|Nze ndi ku ludda lw'abantu abagamba nti akawuka korona kaakolebwa bukolebwa. |
resampled_wavs/common_voice_lg_24815372.wav|Omuzadde ow'obuvunaanyizibwa y'oyo alungamya omwana we ku nsoga ezikwata ku bulamu. |
resampled_wavs/common_voice_lg_24786991.wav|Abantu mu kitundu balina okuyiiya engeri y'okukwasaganyamu emisango gya kkooti. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28237853.wav|Abakrisitu abamu baloopye ekkanisa mu kkooti olw'obutabasasula nsimbi za bupangisa. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28155699.wav|Abantu abato abamu tebamanyi byabuwangwa ebimu. |
resampled_wavs/common_voice_lg_27954263.wav|Omulamuzi Tibulya akizudde nti, Kazinda yapangisa ennyumba okumala emyezi kumi ku nsimbi obukadde bibiri kumi. |
resampled_wavs/common_voice_lg_27821487.wav|Wangamba okuboggolera ku geeti ye nyumba. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28488225.wav|Omwami w'eggombolola ya Ssabasajja Mituba II Bukulula. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28200523.wav|Emyaka giweze abiri mu munaana nga tuli ku nsonga zino naye tumanyi zijja kuggwa |
resampled_wavs/common_voice_lg_27959114.wav|Bittu asese n'akaaba n'okukaaba. |
resampled_wavs/common_voice_lg_27984746.wav|Bakkiriziganyizza okuteekawo omwaganya beegeyeemu ku nsonga zino wabweru wa kkooti. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28488364.wav|Twebaza Ssaabasajja olwenteekateeka eno. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28242592.wav|Mayiga bwagambye ku mukolo ogubadde mu bimuli bya Bulange. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28222790.wav|Abakulembeze abamu bannakyemalira. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28122741.wav|Olw'emmwaanyi luyitibwa lwaniko ate olw'entungo luyitibwa Lukangaga. |
resampled_wavs/common_voice_lg_24202338.wav|Ennaku ziri satu zokka okuva omukulembeze lwe yatulagira okuggalawo ebifo ebimu naye obwavu bututandise. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28292304.wav|Okusomesa yagamba abawala beewale okutambula ekiro n'abalenzi. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28331464.wav|Kyabaggu ye Kabaka eyasooka okutegeera obulwadde bwa kawumpuli nga buleetebwa mmese. |
resampled_wavs/common_voice_lg_24862259.wav|Ebyokwerinda mu kyalo byayongezebwa. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28243031.wav|Wano ekigendererwa ekikulu kwe kukulaakulanya amagezi ageeyambisibwa. |
resampled_wavs/common_voice_lg_24886289.wav|Abantu abakadde babeera banafu era beetaaga okuyambibwa. |
resampled_wavs/common_voice_lg_24059939.wav|Jjukira ne bbayibuli ekyogera nti alina akatono kalimuggyibwako? |
resampled_wavs/common_voice_lg_27832770.wav|Kkojja wa Kabaka Omutongole ayitibwa Ssaabaganzi. |
resampled_wavs/common_voice_lg_27832502.wav|Abakuumi bakubirizibwa okutaasa obulamu. |
resampled_wavs/common_voice_lg_27955498.wav|Muwala we oyo ettooke abadde alyetisse atya? |
resampled_wavs/common_voice_lg_28388810.wav|Olwendo olwo luvuunikibwa ku matabi ago lusobole okutonnyolokoka. |
resampled_wavs/common_voice_lg_27861028.wav|Awatali ekyo muba mujja kwawukana ne banno era temujja kukkiriziganya. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28001168.wav|Minisitule y'ebyenjigiriza yasabira abazadde basomesa abaana n'ekubiriza abayizi okusomera ku leediyo ne ttivvi. |
resampled_wavs/common_voice_lg_27932254.wav|Fumiitirizaamu singa ogudde ku kabenje, oba kale okugwirwa ekirwadde ekyamangu! |
resampled_wavs/common_voice_lg_28325726.wav|Weeyigirize okuwandiika olulimi olwo. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28066940.wav|Badru yamuliisa bulungi ng'ali lubuto. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28209342.wav|Entalo z'ettaka zirinnye enkandago mu Buganda wano. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28194576.wav|Enteekateeka zirina okukolebwa okulwanirira okulima ebirime n'okubikuuma. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28015605.wav|Baayanguwa mangu okuddayo ewaka. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28199180.wav|Kabakyaza Pulezidenti Museveni baasanga yabalinze dda. |
resampled_wavs/common_voice_lg_24831854.wav|Obutabanguko mu maka bweyongedde mu biseera by'omuggalo gwa ssenyiga kolona. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28533227.wav|Eva mu mpoza y'omuwaabi n'omuwawaabirwa. |
resampled_wavs/common_voice_lg_27883464.wav|Obutabanguko mu maka bungi mu banoonyiboobubudamu. |
resampled_wavs/common_voice_lg_24919639.wav|Twavaayo n'amagezi mangi mu kuwaanyisiganya ebirowoozo. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28464169.wav|Omusomesa yagamba nti abaana basinga kutegeera nga ebisomesebwa bimaze kuvvuunulwa mu Luganda. |
resampled_wavs/common_voice_lg_25037859.wav|Okubeera kw'abasomesa mu bibiina kukendedde olw'amabanja. |
resampled_wavs/common_voice_lg_27807125.wav|Niigiina okukaka babbaabwe okubasiba empeta. |
resampled_wavs/common_voice_lg_24143711.wav|Emu ku nsonga eziviiriddeko abantu okutta bannaabwe bwe butamanya. |
resampled_wavs/common_voice_lg_24016764.wav|Mbu kikulu nnyo okuseka n'okuddamu amaloboozi g'omwana g'akola okutuusa ku myezi mukaaga. |
resampled_wavs/common_voice_lg_24785441.wav|Bbanka ssatu ziggaddwawo lw'ekirwadde bbunansi. |
resampled_wavs/common_voice_lg_27770674.wav|Tewali ngeri yonna gye beenyigira mu butemu buno kuba baali batambula byabwe. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28495440.wav|Tteeka amazzi ku ssigiri bw'olaba gayidde ng'ompita. |
resampled_wavs/common_voice_lg_24814801.wav|Okwolesa obudduukirize obwamangu obujja okukolebwa ku kisaawe ky'ameenunula e Kololo. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28194499.wav|Yeewola ssente okuva mu bibiina n'azikozesa nga entandikwa y'okukola obubulooka bw'amanda. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28184739.wav|Edda ebyanyagibwanga nga abatabaazi byayitibwanga omwandu. |
resampled_wavs/common_voice_lg_24828612.wav|Amasomero mu kitundu tegalina nteekateeka nnungamu. |
resampled_wavs/common_voice_lg_27772408.wav|Ebintu ebimu mu by'enjigiriza y'Omuganda si biwandiike. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28248828.wav|Ki ekibeera mu masomo g'okwekwatirako? |
resampled_wavs/common_voice_lg_28134261.wav|Ebirala omuli eky'abavubuka lwaki birekebwa ebbali awatali kuwa nsonga yonna. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28294069.wav|Abalwadde b'akawuka ka ssenyiga omukambwe abalala balangiddwa leero. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28532317.wav|Singa omuntu akubuuza ky'otamanyi, jangu ombuuze. |
resampled_wavs/common_voice_lg_27926645.wav|Si kya bugunjufu okuyisa omukono emabega w'omusaabaze omulala gw'otatambudde naye mu takisi. |
resampled_wavs/common_voice_lg_27991184.wav|Oli bw'akugamba nti eggongolo liyise mu kyoto aba ategeeza nti kasooli gw'oyokya asiridde |
resampled_wavs/common_voice_lg_27803781.wav|Teri bubaka bwe tusobola kuggusa nga tetukozesezza Lulimi |
resampled_wavs/common_voice_lg_27807939.wav|Kino Enanga agamba nti bakyakyetegereza kubanga kyetaaga ssente nnyingi. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28155090.wav|Kino kiyambye okubbulula ekitiibwa ky'essaza lino awamu n'okununula ettaka. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28231342.wav|Abanoonyiboobubuddamu bangi bakosebwa endya embi olw'obbula ly'emmere erimu ebirungo byonna. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28035570.wav|Bannamawulire bagamba nti babadde basuubira ab'ebyokwerinda okuvaayo babeetondere naye beewuunyizza okulaba nga tekikoleddwa. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28332165.wav|Kabaka yali akomawo, ne yeebuuzaganya erinnya erisaanidde okutuumibwa Omulangira azaaliddwa. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28209440.wav|Minisita tumusaba yeekebejje enkola ya ttekinonogoya akozesebwa mu Buganda Land Board. |
resampled_wavs/common_voice_lg_27814861.wav|Wa endowooza yo ku nsonga eno. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28351965.wav|Amazzi ge tulina e Uganda wano masuffu okuwooma, ng'ate tugawa misiri awatali kulwana. |
resampled_wavs/common_voice_lg_23901580.wav|Nze ate nnatambula nnyo kubanga ebintu byonna baali babituma nze. |
resampled_wavs/common_voice_lg_24785417.wav|Ssentebe wa disitulikiti yaleese ebintu byonna eby'okusereka ekkanisa empya. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28066792.wav|Ekifaananyi baakiraga bannamasaka mu butongole. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28177746.wav|Weeteekerateekera otya okusoma? |
resampled_wavs/common_voice_lg_24912929.wav|Abattikiddwa okuva mu ssetendekero balina okukyusa ebitundu mwe babeera. |
resampled_wavs/common_voice_lg_27775416.wav|Bannayuganda ki abazannyira mu Serbia omupiira gw'ebigere? |
resampled_wavs/common_voice_lg_28472016.wav|Omuyigiriza tayambenga bayizi, nedda. |
resampled_wavs/common_voice_lg_27860357.wav|Emisinde gy'akawuka akaleeta obulwadde bwa mukenenya giri waggulu mu kitundu. |
resampled_wavs/common_voice_lg_23784526.wav|Enzijanjaba yaffe ey'enono yaganja nnyo ng'abaminsane tebanajja mu Buganda. |
resampled_wavs/common_voice_lg_27775990.wav|Emyaka abaana bano kwe batandikira okusoma gyandibadde giggibwawo. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28158319.wav|Ekisalabwe kye kisanja ekikuba omusulo gw'oku makya. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28017727.wav|Okusosolagana mu mawanga kireeta enjawukana mu bakrisitu. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28015698.wav|Naye nno kino kitufuukidde ekyambika. |
resampled_wavs/common_voice_lg_24828592.wav|Tusuubira okukola obulungi mu mpaka z'ebyemizannyo omwaka guno. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28123823.wav|Simanyi lwaki abantu baagala okuddamu bubaka bwa bannaabwe? |
resampled_wavs/common_voice_lg_27955516.wav|Abasatu bano baabadde batambulira mu mmotoka ekika kya Toyota Wish UBD bina ana mu munaana Y. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28398851.wav|Abantu baweereddwa obukugu mu kubajja n'okutunga. |
resampled_wavs/common_voice_lg_27958579.wav|Lubwama ye yasooka okutunula e bweru. |
resampled_wavs/common_voice_lg_23756222.wav|Obadde okimanyi nti mu bugwanjuba bwa Ssemazinga Africa waliyo ebika bya muwogo bingi? |
resampled_wavs/common_voice_lg_28332642.wav|Abakozi baabawa ebbaasa enzito okukola omwala. |
resampled_wavs/common_voice_lg_27872522.wav|Kino abamu bakikozesa bugayaavu. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28332182.wav|Ate ng'abalala basazeewo balondebwe butereevu oba bavuganye ng'abakiikirira abakyala mu disitulikiti ez'enjawulo. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28303784.wav|Twetaaga abasawo abalala okuyamba okujjanjaba endwadde z'ebisolo. |
resampled_wavs/common_voice_lg_27861094.wav|Ekibiina kya National Unity Platform kiwangudde ebyalo ebisinga mu kibuga Masaka mu kulonda kw'abavubuka. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28366254.wav|Ekirwadde kya ssennyiga omukambwe kirina obubonero bwe bumu nga obwa sennyiga owa bulijjo. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28066966.wav|Twesigama ku biwandiiko n'ebipande ku nguudo. |
resampled_wavs/common_voice_lg_27955860.wav|Okubayimbula kyandireeta okutebenkeza emitima gy'abantu. |
resampled_wavs/common_voice_lg_24778217.wav|Ekitongole Kya Uganda Virus Institue kye kyekenneenya sampolo z'akawuka ka ssenyiga omukambwe. |
resampled_wavs/common_voice_lg_27926558.wav|Oli nnantalabikalabika ng'ekimuli ky'endaggu. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28241306.wav|London, gye baamala ebbanga eriwerako. |