text
stringlengths 51
191
|
---|
resampled_wavs/common_voice_lg_27804952.wav|Nina mukazi wange aba mulwadde obutulututtu obudde bwonna. |
resampled_wavs/common_voice_lg_24854359.wav|Ebikolwa ebimu biggya omuntu mu kkubo lya Katonda. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28267431.wav|Mukyala wa pulezidenti yayogera n'abantu abato ku bulamu n'ebiyinza okubayamba okuba abawanguzi mu bulamu. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28020365.wav|Ssente zijja kusasulwa abaganyulwa butereevu. |
resampled_wavs/common_voice_lg_27795575.wav|Lwaki wasalawo okusomesa abaana abato? |
resampled_wavs/common_voice_lg_24134333.wav|Nze nali sinnaba kukola kintu kyonna ku ssomero lino. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28013294.wav|Abanoonyiboobubudamu balina okusomesebwa ku kukuuma obutonde bw'ensi. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28533277.wav|Naye kaakano ngenze okuwulira nga buli musajja gwe ntwala amanyi. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28339767.wav|Omuligo ye muntu omujama ennyo. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28268623.wav|Sirya nseenene. |
resampled_wavs/common_voice_lg_27985009.wav|Essimu yagikwatira waggulu bonna ne bagiraba. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28069235.wav|Emisinde akawuka kwe kasaasaanira gikyali waggulu mu bavubuka mu Uganda. |
resampled_wavs/common_voice_lg_27808209.wav|Omutaka omukulu ow'ekika ky'Emmamba Nnamakaka ye Gabunga. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28234155.wav|Buli muntu kumpi alina eky'okwogera ku nsonga y'abaana abakolera ebweru. |
resampled_wavs/common_voice_lg_27973359.wav|Bwe baali bakkirira amadaala ne basanga mukama waabwe! |
resampled_wavs/common_voice_lg_28267818.wav|Abantu abakeera bafuna emikisa. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28513705.wav|Naye nga buli ke basuulako tekakka, kasigala ku ngulu. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28388647.wav|Akasawo kano kalabika bulungi. |
resampled_wavs/common_voice_lg_27999861.wav|Mukasa alina omuyoola. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28192325.wav|Abakulembeze baasazeewo beetuukire nju ku nju. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28317341.wav|Mbadde nnina okutunuulira eggwanga, eddiini n'ekitundu oli gy'ava. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28017795.wav|Obwannakazadde obutali bwa bulabe bwe buliwa? |
resampled_wavs/common_voice_lg_28223295.wav|Obudde obw'omusana bwetaagisa okwetegeka kwa njawulo ku bw'enkuba. |
resampled_wavs/common_voice_lg_27739455.wav|Empandiika yo yandibadde nnungi singa topapa. |
resampled_wavs/common_voice_lg_27755998.wav|Omusajja eyali abeera mu bukiikaddyo bwa Uganda eyalya emmese yafa. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28280652.wav|Ebbaluwa entongole erabikirako emisoso egirina okugobererwa mu kusasulira ekibanja. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28240346.wav|Eby'obuwangwa ebimu bye bimu mu mawanga ag'enjawulo. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28241076.wav|Si mmwe mutayisa bawala, leero oyo akusobodde! |
resampled_wavs/common_voice_lg_28161917.wav|Nakamya alindiridde embaga okumala emyaka etaano. |
resampled_wavs/common_voice_lg_24912923.wav|Kusoomoozebwa kw'amazzi ki okumu okutafiiriddwako? |
resampled_wavs/common_voice_lg_28017794.wav|Akajabangu n'akambayaaya n'akatwewungu byonna bitegeeza ddalu. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28331370.wav|Ku mulundi guno tewaaliwo kulwanira bwakabaka. |
resampled_wavs/common_voice_lg_27814377.wav|Abalimi baabadde n'omusomo eggulo. |
resampled_wavs/common_voice_lg_27963829.wav|Baategezezza nti abaakikoze baagendereddemu kubalemesa kukolera ku ttaka lino naye nebawera obutatiirira Ssaabasajja. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28192192.wav|Ye Ssentebe eyawaddeyo obukulembeze yakuutidde Ssentebe omuggya okuba omuwulize ate ayagale nnyo Obwakabaka. |
resampled_wavs/common_voice_lg_23797026.wav|Olina kusooka kwekebeza kawuka ka siriimu n'akafuba nga tonnagenda bweru kukola. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28324465.wav|Abantu beetaaga okugendanga okukeberebwa buli kaseera. |
resampled_wavs/common_voice_lg_27860926.wav|Baamaliriza nga batemudde muwala we ne ddereeva we. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28305790.wav|Kyokka twabasaba baddeyo basooke bagezeeko okumalawo obutakkaanya bwe baalina. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28016985.wav|Tuggyeeyo omusango mu kkooti naye ate tetugenda kukozesa bikolwa byaffujjo. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28219135.wav|Enddagabutonde zeeyambisiddwa nnyo mu kakyo kano. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28219881.wav|Waliwo ebigambo bingi by'oyinza okukozesa nga weetondera omuntu gw'osobezza. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28331753.wav|Omubbi w'emmere ng'amatooke, lumonde oba muwogo abeera asaana kibonerezo. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28206687.wav|Okusalawo okumu kukolebwa ku lw'abalala. |
resampled_wavs/common_voice_lg_24144154.wav|Omukulembeze aweze entambula ey'olukale okuva n'olunaku lw'enkya. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28150359.wav|Abaaweebwa ttenda okuzimba olutindo baakozesa ebintu ebitatuukana na mutindo. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28357724.wav|Ggwe wasemba mu kibiina kyammwe? |
resampled_wavs/common_voice_lg_27811574.wav|Buganda tulina ebika bya ngeri ssatu omuntu yenna byatateekwa kuwasaamu wadde okufumbirwamu. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28488536.wav|Mu kiseera kino bano baali tebakyasobola kweyongerayo na bufumbo. |
resampled_wavs/common_voice_lg_23756470.wav|Waliwo ensonga lwaki weetaaga okukola. |
resampled_wavs/common_voice_lg_27739969.wav|Ne bannaffe abatayogera nabo bagira ne batoobeza ku mimwa. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28129047.wav|Ekitiibwa kyabwe kyasinziiranga ku buwanguzi n'amaanyi gaabwe mu lutalo. |
resampled_wavs/common_voice_lg_24273718.wav|Nali ndowooza nti buli gwe basiba aba n'omusango. |
resampled_wavs/common_voice_lg_27915412.wav|Abasomesa tebaasobola kumalayo birina kusomesebwa olw'omuggalo. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28230763.wav|Owaaye weegendereze ebigambo by'oyogera. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28294066.wav|Mukwano gwe asinga yamuliddemu olukwe. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28151840.wav|Gavumenti etaddewo ensimbi mu kuzzaawo ebifo by'ebyafaayo. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28531805.wav|Nze abo sibeeraliikirira, naye kye neeneraliikirira kye kyali. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28067116.wav|Bino bye bintu ebimpaniridde mu mulimo gwange. |
resampled_wavs/common_voice_lg_24806086.wav|Ambyulensi kyetaago kya buli ddwaliro. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28307369.wav|Abantu bafiiriziddwa olw'omuyaga. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28165312.wav|Okuwaayo woofiisi kutwaliramu omuntu ava mu woofiisi n'agiyingira. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28353754.wav|Omuganda yava dda nga yeekengera okuwemuka mu bantu b'alinako oluganda. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28290640.wav|Abaana mukisa okuva eri Katonda. |
resampled_wavs/common_voice_lg_27852607.wav|Abalimi balina kukwasaganya batya ebizibu ebyekuusa ku bimera? |
resampled_wavs/common_voice_lg_25057528.wav|Firimu baagikwatira mu nkambi y'abanoonyiboobubudamu. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28200834.wav|Eddagala lya Covidex lyakolebwa Polofeesa Patrick Ogwanga owa Jena. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28208306.wav|Okulaga endowooza ezo nga bwe zikola ku nsomesa y'Oluganda nebyo ebiyinza okuvaamu. |
resampled_wavs/common_voice_lg_24039217.wav|Tandika okusima ebinnya. |
resampled_wavs/common_voice_lg_27771388.wav|Otandika okulaba munno bw'ali omuyombi. |
resampled_wavs/common_voice_lg_24924513.wav|Omusujja gw'ensiri y'emu ku ndwadde zinnamutta. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28264176.wav|Baagigwamu nga n'akalulu tekannaba. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28261014.wav|Essaawa mwenda bwezaawera naatandika okugabula. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28219586.wav|Obulungi bw'omukulembeze obulabira ku ki? |
resampled_wavs/common_voice_lg_28281394.wav|Ttiimu yakutte kisooka mu mpaka. |
resampled_wavs/common_voice_lg_27872615.wav|Omusango gw'ajulira Ssemitego. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28164619.wav|N'ebirabo okusinga byabanga ebyo ebikozesebwa awaka, mpozzi ne ssente enkalu. |
resampled_wavs/common_voice_lg_24966405.wav|Abasawo mu malwaliro beediimye olw'emisaala egirwawo okusasulwa. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28523543.wav|Omusawo n'addamu nti ebyo bituufu naffe tulutambudde tumanyi nti mulimu akabi. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28164257.wav|Edda waabangawo entabaalo mwe baawambiranga ebitundu eby'enjawulo. |
resampled_wavs/common_voice_lg_23983740.wav|Mukwano gwange ayina emmotoka ng'ekolera ku mafuta n'amasannyalaze. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28241390.wav|Okunyenya ku galiba enjole kitegeeza kuzina mazina. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28104418.wav|Naye si bwe guli. |
resampled_wavs/common_voice_lg_23730445.wav|Musaanidde okubeera obulindaala buli kaseera. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28230873.wav|Emyaka esatu gye mmaze nga nnima ensujju tezinsaze nzifunyeemu ssente empitirivu. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28178420.wav|Abakulembeze b'enzikiriza ez'enjawulo bonna baabaddewo ku mukolo gwa Ssaabalabirizi. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28191951.wav|Tugambye nti okusoma ebiwandiiko by'abawandiisi abalala kuyamba. |
resampled_wavs/common_voice_lg_27946889.wav|Yali aleese omukazi omulala naye ate ne yeekyusa n'amugoba. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28169979.wav|Abantu bonna si bangu era bagende mpola. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28515149.wav|Kino kyakolebwa emirundi kkumi. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28529128.wav|Osobola okukola pulaani y'ennyingiza n'enfulumya ya ssente. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28317718.wav|Abanoonyiboobubudamu balina okusomesebwa ku kukuuma obutonde bw'ensi. |
resampled_wavs/common_voice_lg_27771229.wav|N'omwaka gwennyini agenda mu maaso n'agutemaatemamu ebiseera eby'enjawulo. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28067112.wav|Omukisa gusanga oyo eyeetegese. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28281094.wav|Yeegombanga nnyo bawala banne abaali basoma obulungi. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28171825.wav|Yatwalibwa mu ddwaliro n'ateekebwa mu kasenge omujjanjabirwa abayi. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28137941.wav|Nabadde sikkiriza nti ensala ya kkooti yabadde ku ludda lwaffe. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28123816.wav|Ebitundu bya disitulikiti eby'enjawulo bijja kuba byangu okutuukamu. |
resampled_wavs/common_voice_lg_27753844.wav|Okusinziira ku lugero lwa 'Eriiso ly'omukulu' oyigamu ki. |
resampled_wavs/common_voice_lg_25094650.wav|Ekitongole kiri mu kusomesa ebitundu ku bubi bw'okufuna embuto amangu mu bawala. |