translation
dict
{ "translation": { "en": "The party leaders suspended her from the party.", "lg": "Omukyala eyabadde asulirira okuzaala yafiiridde mu kkubo ng'atwalibwa mu ddwaliro." } }
{ "translation": { "en": "\"If you do not abide by the law, you might be arrested.\"", "lg": "Abakulembeze b'ekibiina baamugobye mu kibiina." } }
{ "translation": { "en": "\"In Uganda, the lack of adequate resources seriously deteriorated incomes from commercial agriculture.\"", "lg": "Bw'otagondera mateeka oyinza okusibibwa." } }
{ "translation": { "en": "There is a decrease in the number of cholera cases.", "lg": "\"Mu Uganda, obutabeera na bikozesebwa bimala kwaseebengereza nnyo ennyingiza okuva mu bulimi obw'obusuubuzi.\"" } }
{ "translation": { "en": "The government restricted access to Facebook during election time.", "lg": "Obulwadde bwa kkolera bugenze bukendeera." } }
{ "translation": { "en": "The people were shocked by his death.", "lg": "Gavumenti yateeka envumbo ku Facebook mu biseera by'okulonda." } }
{ "translation": { "en": "People give tithe and offerings when they go to church.", "lg": "Okufa kwe kwakuba abantu encukwe." } }
{ "translation": { "en": "He performed his five songs after the duo.", "lg": "Abantu baawaayo ekimu eky'ekkumi n'ebiweebwayo bwe bagenda mu kkanisa." } }
{ "translation": { "en": "The meeting about climate change was in Spain.", "lg": "Ennyimba ze ettaano yaziyimba ng'ababiri bamalirizza." } }
{ "translation": { "en": "He was the first to know about the accident.", "lg": "Olukiiko ku nkyukakyuka mu mbeera y'obudde lwabadde mu Spain." } }
{ "translation": { "en": "Veterans urged the government to always fulfill their promises.", "lg": "Ye yasooka okumanya ku kabenje." } }
{ "translation": { "en": "How does soil erosion affect agricultural activities?", "lg": "Abaazirwanako baasaba gavumenti bulijjo okutuukiriza ebisuubizo byayo." } }
{ "translation": { "en": "I did not visit her in the hospital.", "lg": "Okukulugguka kw'ettaka kukosa kutya ebyobulimi?" } }
{ "translation": { "en": "My mother died of cancer three years ago.", "lg": "Saamukyalira mu ddwaaliro." } }
{ "translation": { "en": "The games are almost beginning.", "lg": "nan" } }
{ "translation": { "en": "Skills equip one with the ability to be employed or self-employed.", "lg": "Ebyemizannyo binaatera okutandika." } }
{ "translation": { "en": "What are some of the animals that live near rivers and lakes?", "lg": "Obukugu bukusobozesa okuweebwa omulimu oba okwekozesa." } }
{ "translation": { "en": "He was fined for defiling traffic laws.", "lg": "Nsolo ki ezimu ku ezo ezibeera okumpi n'emigga wamu n'ennyanja?" } }
{ "translation": { "en": "The night is the time of darkness from sunset to sunrise.", "lg": "Yatanzibwa olw'okujeemera amateeka g'ebidduka." } }
{ "translation": { "en": "Some employers exploitatively do not pay their employees’ wages and salaries.", "lg": "Ekiro bwe budde obw'enzikiza okuva enjuba lw'egwa okutuusa lw'evaayo." } }
{ "translation": { "en": "The two governments have repeatedly used force to take back refugees.", "lg": "Abakozesa abamu tebasasula bakozi baabwe misaala." } }
{ "translation": { "en": "He scored the best goal in the Uganda premier league.", "lg": "Gavumenti ezo ebbiri zizze zikozesa eryanyi okuzzaayo abanoonyi b'obubudamu mu nsi yaabwe." } }
{ "translation": { "en": "Uganda is gradually paying off its debts.", "lg": "Yateeba ggoolo esingayo obulungi mu liigi ya Uganda eya pulimiya." } }
{ "translation": { "en": "A variety of baby formulas are sold now days.", "lg": "Uganda egenda esasula amabanja gaayo mpolampola." } }
{ "translation": { "en": "There is nothing that connects the two murder victims.", "lg": "Emmere y'abaana abawere etundibwa nnaku zino yabika bingi." } }
{ "translation": { "en": "There was tight security at the party.", "lg": "Tewali kintu kigatta bantu ababiri abaatemulwa." } }
{ "translation": { "en": "Children have a right to education.", "lg": "Ebyokwerinda ku mukolo by'abadde bya waggulu." } }
{ "translation": { "en": "The officials explained that people only need skills to start up something beneficial.", "lg": "nan" } }
{ "translation": { "en": "The children drank the milk yesterday.", "lg": "Abakungu banyonnyodde nti abantu beetaaga obukugu okutandikawo ekintu kyonna ekibagasa." } }
{ "translation": { "en": "You should have told me earlier that you are not coming.", "lg": "Abaana banywedde amata jjo." } }
{ "translation": { "en": "She is always on her husband's side during family arguments.", "lg": "Wandibadde oŋŋambye nga bukyali nti togenda kujja." } }
{ "translation": { "en": "The leader created many employment opportunities for the youth in his district.", "lg": "Buli lwe wabeerawo okukaayana mu famire abeera ku ludda lwa bba." } }
{ "translation": { "en": "Education is the key to success.", "lg": "Omukulembeze yatonderawo abavubuka emirimu mingi mu disitulikiti ye." } }
{ "translation": { "en": "They are invited to the international basketball tournament taking place this week.", "lg": "Okusoma kye kisumuluzo ekikutuusa ku buwanguzi." } }
{ "translation": { "en": "The hailstorm destroyed our maize plantation.", "lg": "Bayitiddwa mu mpaka z'ensi yonna ez'ensero ezijja okubaayo mu wiiki eno." } }
{ "translation": { "en": "Urban areas have better maternal health services than villages.", "lg": "Omuzira gwayonoona omusiri gwaffe ogwa kasooli." } }
{ "translation": { "en": "Students will not be allowed to register unless they have paid full tuition.", "lg": "Ebitundu by'ebibuga bilina empeereza y'ebyobulamu ku b'embuto ennungi okusinga ey'omukyalo." } }
{ "translation": { "en": "Much of the work that had to be done was done.", "lg": "Abayizi tebajja kukkirizibwa kwewandiisa okuggyako nga bamazeeyo ebisale by'essomero byonna." } }
{ "translation": { "en": "My grandmother died last year.", "lg": "Omulimu ogusinga obunene ogwalina okukolebwa gwakolebwa." } }
{ "translation": { "en": "Trees help in the formation of rainfall.", "lg": "Jjajjange omukyazi yafa omwaka oguwedde." } }
{ "translation": { "en": "Health workers should be honoured as heroes in this pandemic.", "lg": "Emiti giyamba mu kukola enkuba." } }
{ "translation": { "en": "The government is trying to continue to educate the children even when they are at home", "lg": "Abakozi b'ebyobulamu basaana okulangirirwa ng'abazira mu kiseera kya nawookera kino" } }
{ "translation": { "en": "\"Due to poor ruling, the magistrate was shot and this caused panic.\"", "lg": "Gavumenti egezaako okwongera okusomesa abaana newankubadde bali waka" } }
{ "translation": { "en": "How does domestic violence affect a woman?", "lg": "\"Olw'ensala embi, omulamuzi yakubiddwa essasi era kino kyaleeseewo akasattiro.\"" } }
{ "translation": { "en": "I want to eat some sweets.", "lg": "Obutabanguko mu maka bukosa butya omukyala?" } }
{ "translation": { "en": "She fell and knocked her head.", "lg": "Njagala kulya ku sswiiti." } }
{ "translation": { "en": "The funds are given out on a results basis.", "lg": "Yagudde n'akoona omutwe." } }
{ "translation": { "en": "The organization is planning a better future for the refugees.", "lg": "Ssente zigabibwa okusinziira ku biba bikoleddwa" } }
{ "translation": { "en": "Some companies reduced the salaries of employees by fifty percent during the lockdown.", "lg": "Ekitongole kiteekateeka ebiseera by'omu maaso ebirungi eby'abanoonyiboobubudamu." } }
{ "translation": { "en": "A single leader cannot make changes to the law.", "lg": "\"Mu kiseera ky'omuggalo, kampuni ezimu zaakendeeza emisaala gy'abakozi ebitundu ataano ku buli kikumi.\"" } }
{ "translation": { "en": "The suspect looked apologetic.", "lg": "Omukulembeza omu tasobola kukyusa mu tteeka." } }
{ "translation": { "en": "She always consulted her mother and father before doing anything.", "lg": "Ateeberezebwa yafaanana okwetonda." } }
{ "translation": { "en": "You are still young.", "lg": "Bulijjo yeebuuzanga ku nnyina ne kitaawe nga tannakola kintu kyonna." } }
{ "translation": { "en": "The local leaders are supposed to reach out to the people on the ground.", "lg": "Okyali muto." } }
{ "translation": { "en": "nan", "lg": "Abakulembeze b'ebyalo balina okutuuka wansi mu bantu." } }
{ "translation": { "en": "Many people came to attend the court proceeding.", "lg": "nan" } }
{ "translation": { "en": "The conference room can only accommodate only twenty people.", "lg": "Abantu bangi bajja okubeerawo mu lutuula lwa kkooti." } }
{ "translation": { "en": "She spreads out the pattern and begins to cut.", "lg": "Ekisenge omutuula enkuŋŋaana kisobola okugyamu abantu amakumi abiri bokka." } }
{ "translation": { "en": "Am an addict to alcohol.", "lg": "Asaasaanya omweso n'atandika okusala." } }
{ "translation": { "en": "The police investigated the theft case.", "lg": "Njagala nnyo omwenge." } }
{ "translation": { "en": "The district has brought partners on board to educate the youth.", "lg": "Poliisi yanoonyerezza ku musango gw'obubbi ." } }
{ "translation": { "en": "They finally managed to contain the fire outbreak.", "lg": "Disitulikiti ereese bannamikago okusomesa abavubuka." } }
{ "translation": { "en": "The government spent a lot of money on improving infrastructures in public universities.", "lg": "Ku nkomerero baasobodde okufufuggaza omuliro ogwabaluseewo." } }
{ "translation": { "en": "The city authority has given vendors a two months grace period to vacate the streets.", "lg": "Gavumenti yasaasaanya ssente nnyingi nnyo mu kutereeza embeera za yunivasite za gavumenti." } }
{ "translation": { "en": "She served as president from 1992 to 1993.", "lg": "Ekitongole ekiddukanya ekibuga kiwadde abasuubuzi ebbanga lya myezi ebiri okuva ku nguudo." } }
{ "translation": { "en": "Boda Boda riders disregard traffic rules.", "lg": "nan" } }
{ "translation": { "en": "Headteachers acquired financial management skills.", "lg": "Abavuzi ba boodabooda tebagoberera mateeka ga ku nguudo." } }
{ "translation": { "en": "The spider trapped a housefly in its web and ate it.", "lg": "Abakulembeze b'amasomero baafuna obukugu mu kukwasaganya ebyensimbi." } }
{ "translation": { "en": "Washing of hands is now the order of the day.", "lg": "Nnabbubi yatega ensowera mu ngoye zaayo n'egirya." } }
{ "translation": { "en": "nan", "lg": "Okunaaba engalo kati mugano." } }
{ "translation": { "en": "They were advised to settle the disputes.", "lg": "nan" } }
{ "translation": { "en": "Avoid trouble please and do not do anything to harm others.", "lg": "Baaweereddwa amagezi okugonjoola ensonga." } }
{ "translation": { "en": "The police officers were arrested for receiving a bribe from a taxi driver.", "lg": "Weewale emitawana bambi tokola kintu kyonna kirumya balala." } }
{ "translation": { "en": "She promised not to lie to her parents again.", "lg": "Abakungu ba poliisi baakwatibwa olw'okukkiriza enguzi okuva eri omugoba wa kamunye." } }
{ "translation": { "en": "\"If you want to travel abroad, you must have a passport.\"", "lg": "Yasuubiza obutaddamu kulimba bazadde be." } }
{ "translation": { "en": "At what months are polio vaccines administered?", "lg": "nan" } }
{ "translation": { "en": "They deny these people information that could save their lives.", "lg": "nan" } }
{ "translation": { "en": "There are very many Democratic Republic Congolese who have come to Uganda as refugees.", "lg": "Bamma abantu bano obubaka obwandiwonyezza obulamu bwabwe." } }
{ "translation": { "en": "nan", "lg": "Waliwo abanoonyi b'obubudamo bangi abaze mu Uganda nga bava mu Congo." } }
{ "translation": { "en": "Hospitals need to be well equipped with medical equipment.", "lg": "nan" } }
{ "translation": { "en": "He has to defend his wrestling championship title.", "lg": "Amalwaliro geetaaga okubeera n'ebikozesebwa mu bujjuvu." } }
{ "translation": { "en": "He came back to play football after recovering from a knee injury.", "lg": "Alina okulwanirira engule ye oy'okumeggana eya babinywera." } }
{ "translation": { "en": "I regret quitting my job over a minor disagreement.", "lg": "Yakomawo okuzannya omupiira oluvannyuma lw'okuwona obuvune ku vviivi." } }
{ "translation": { "en": "She bought lunch from the canteen.", "lg": "Nnejjusa okulekulira omulimu gwange olw'obutakkaanya obutono." } }
{ "translation": { "en": "The fishermen caught a large number of fish today.", "lg": "Ekyemisana yakigula mu kantiini." } }
{ "translation": { "en": "How many passengers does an airplane carry?", "lg": "Abavubi baakutte ebyennyanja bingi leero." } }
{ "translation": { "en": "The weed has a high survival rate.", "lg": "Ennyonyi yeetikka abasaabaze bameka?" } }
{ "translation": { "en": "Coats are formal outfits for special occasions.", "lg": "Omuddo gulwawo okufa." } }
{ "translation": { "en": "She encourages her children to take their studies seriously.", "lg": "Amakooti kyambalo kitongole ekyambalibwa ku mikolo egy'enjawulo." } }
{ "translation": { "en": "Uganda is a protectorate of the British Empire.", "lg": "Yakubirizza abaana be okufaayo ennyo ku misomo gyabwe." } }
{ "translation": { "en": "It's two days to the 1st National Health Promotion and Disease Conference.", "lg": "Uganda ttwaale lya Bungereza." } }
{ "translation": { "en": "The verandah was cemented properly.", "lg": "Ebula ennaku bbiri okutuuka ku lukungaana lw'eggwanga olusooka ku kutumbula ebikwata ku bulamu n'endwadde." } }
{ "translation": { "en": "The music fans enjoyed the live concert.", "lg": "Olubalaza lwassibwako bulungi sseminti." } }
{ "translation": { "en": "He is one of the youngest Members of Parliament in African history.", "lg": "Abawagizi baanyumiddwa nnyo ekivvulu ky'abayimbi abayimba obutereevu." } }
{ "translation": { "en": "He was one of the best goalkeepers in Africa.", "lg": "Ye omu ku babaka ba paalimenti abasinga obuto mu byafaayo bya Afirika." } }
{ "translation": { "en": "There was enough food for forty days.", "lg": "Yali omu ku bakwasi ba ggoolo abasinga mu Afirika." } }
{ "translation": { "en": "I took most of the pictures with my phone.", "lg": "nan" } }
{ "translation": { "en": "The officers were attached to Arua police station.", "lg": "Ebifaananyi ebisinga obungi nnabikubisa ssimu yange." } }
{ "translation": { "en": "My father does not have a car to drive us to school.", "lg": "Abakungu baalina akakwate ku poliisi ya Arua." } }
{ "translation": { "en": "The committee will look into her performance.", "lg": "Kitange talina mmotoka ya kututwala ku ssomero." } }