translation
dict
{ "translation": { "en": "He wanted to have a good job before having a family.", "lg": "Akakiiko kajja kwekaliriza engeri gy'akozeemu." } }
{ "translation": { "en": "\"Surprisingly, the disease people feared is curable.\"", "lg": "Yali ayagala kufuna omulimu omulungi nga tannawasa na kuzaala." } }
{ "translation": { "en": "Educational toys teach children about sharing.", "lg": "\"Ekyewuunyisa, ekirwadde abantu kye baatya kijjanjabibwa ne kiwona.\"" } }
{ "translation": { "en": "The youth are so much into politics these days", "lg": "Eby'okuzannyisa by'abaana ebiyigiriza biyamba abaana okugabana ebintu byabwe n'abalala." } }
{ "translation": { "en": "Her husband condemned her for leaving the children to play near the road.", "lg": "Abavubuka bali nnyo mu byobufuzi nnaku zino." } }
{ "translation": { "en": "I want to grow old with him.", "lg": "Bba yamunenya olw'okuleka abaana okuzannyira okumpi n'oluguudo." } }
{ "translation": { "en": "\"Our headteacher has two children, aged nine and eleven.\"", "lg": "Njagala kukaddiwa naye." } }
{ "translation": { "en": "The parliamentarian warned officials against diversion of funds.", "lg": "\"Omukulu w'essomero lyaffe alina abaana babiri, ow'emyaka omwenda n'ekkumi n'ogumu.\"" } }
{ "translation": { "en": "The house we live in is not ours.", "lg": "Omukiise wa paalamenti yalabudde abakungu ku kubulankanya obuyambi." } }
{ "translation": { "en": "He ran to our home for safety.", "lg": "Ennyumba gye tubeeramu si yaffe." } }
{ "translation": { "en": "The doctors in public hospitals sometimes work for over twelve hours.", "lg": "Yaddukira mu maka gaffe okwetaasa." } }
{ "translation": { "en": "We should buy locally made products to help build our local economy", "lg": "Abasawo mu malwaliro ga gavumenti aluusi bakola essaawa ezisukka mu kkumi na bbiri." } }
{ "translation": { "en": "Of what benefit is a proper administrative structure?", "lg": "Tulina okugula ebintu ebikolebwa wano okuyamba okuzimba ebyenfuna by'eggwanga." } }
{ "translation": { "en": "She screamed when she saw the snake.", "lg": "Obukulembeze obulambike obulungi bulina muganyulo ki?" } }
{ "translation": { "en": "Some people cannot afford to acquire a driving permit because of its cost.", "lg": "nan" } }
{ "translation": { "en": "The illness made his body so weak.", "lg": "Abantu abamu tebasobola kufuna kiwandiiko kibakkiriza kuvuga bbeeyi yaakyo." } }
{ "translation": { "en": "Early pregnancy is bad.", "lg": "Obulwadde bwanafuya omubiri gwe." } }
{ "translation": { "en": "Some people are ignorant about family planning.", "lg": "Okufuna embuto nga bukyali kibi." } }
{ "translation": { "en": "That school gives out calendars at the end of every year.", "lg": "Abantu abamu tebalina kye bamanyi ku nteekateeka y'ezzadde." } }
{ "translation": { "en": "The mango fruits fell from the tree to the ground.", "lg": "Essomero ligaba kalenda ku nkomerero ya buli mwaka." } }
{ "translation": { "en": "She stayed with her aunt for a long time.", "lg": "Emiyembe gyagwa okuva ku muti." } }
{ "translation": { "en": "Muslim youths meet at least five times a day during prayers.", "lg": "Yabeera ne ssenga we okumala ebbanga ddene." } }
{ "translation": { "en": "Her parents got alot of things from the bride price.", "lg": "Abavubuka abasiraamu basisinkana emirundi ng'etaano buli lunaku mu kusaala." } }
{ "translation": { "en": "Does Britain still influence the affairs of present-day Uganda?", "lg": "Bazadde be baafuna ebintu bingi okuva mu mutwalo gw'obuko." } }
{ "translation": { "en": "Courts of law promote justice in the country.", "lg": "Bungereza ekyasalirawo Uganda ku nsonga zaayo ne kaakati?" } }
{ "translation": { "en": "The police will make sure that the remaining prisoners are recaptured.", "lg": "Kkooti z'amateeka zitumbula obwenkanya mu ggwanga." } }
{ "translation": { "en": "Asians were forced to leave the country on orders of the former military ruler.", "lg": "Poliisi ejja kufuba okulaba nti abasibe abasigadde bakwatibwa." } }
{ "translation": { "en": "Uganda is a democratic country.", "lg": "Abantu abava mu ssemazinga ya Asia baawalirizibwa okuva mu ggwanga ku biragiro by'eyali omuduumizi w'amagye." } }
{ "translation": { "en": "Is it safe to drink un boiled water?", "lg": "Uganda ggwanga eritambulira ku nkola eya demokulasiya." } }
{ "translation": { "en": "The president has ordered that there should be only two people in each car.", "lg": "Kirungi okunywa amazzi agatali mafumbe?" } }
{ "translation": { "en": "Who wrote this storybook?", "lg": "Pulezidenti alagidde nti buli mmotoka erina kubaamu bantu babiri." } }
{ "translation": { "en": "Your money is safely locked in the bank.", "lg": "Ani yawandiika akatabo k'olugeo kano?" } }
{ "translation": { "en": "An educated woman has the skills to be a better worker.", "lg": "Ssente zo ziterekeddwa bulungi mu bbanka." } }
{ "translation": { "en": "Sexually Transmitted Diseases are contracted through sexual contact.", "lg": "Omukyala omuyigirize ayina obukugu okubeera omukozi asingako." } }