text
stringlengths
0
2.73k
ebitongole biyamba abanoonyiboobubudamu okusenga mu kitundu ekipya
akakiiko k'ekyalo kyaffe kateeka ssente ezisingako mu mpereza y'ebyobulamu
abantu abateeberezebwa okuba mu uganda mu kiseera kino bali bameka
wafunye ebbaluwa ekuyita okubaawo
abazadde bakkaatiriza nti abayizi bateekeddwa okweyisa obulungi mu kitundu
olutulututtu lusaasanira omubiri oluvanyuma lw'okulabika ku bwenyi
ffena twakeberebwa ku mulyango
obutakkaanya bwava ku kugabana bikozesebwa
etteeka ery'ekitongole eky'ebyempuliziganya ekkade lyasuulibwa mu bukulembeze bwa reagan
omuntu alina abasirikale abanafu mu mubiri asobola okukwatibwa mangu endwadde
oluvannyuma lw'amasomero okuggalwa abayizi bali mu kunoonya mirimu
abantu bangi baakungaaniranga mu bisaawe ebigazi
bamaama bagenda mu malwaliro nga balwadde nnyo ng'abasawo tebakyasobola na kubayamba
ssabadde na bbando za yintaneenti okusobola okubeera ku mukutu
abamu ku bakulembeze ku ludda oluvuganya gavumenti bavumirira enteekateeka z'ekibiina ekiri mu buyinza
omusujja gw'ensiri gwe gumu ku ndwadde ezisinga okutawanya abantu mu ssemazinga waffe
guno mulundi gwa kusatu ng'akwatibwa olw'okubba emmotoka
abajulizi ab'enkizo beebo abasobola okuwa obujulizi obw'enkukunala kw'ekyo ekyabaddewo
angola eyina omugaso gw'amaanyi mu bunkenke obuliwo mu kitundu kya great lakes
omukulembeze yali musanyufu okukyaza abamerica mu kitundu kye
okubeera mu nnabyabufuzi kitegeeza kuba mwetegefu kusaddaaka
baabangulwa mu by'okutereka
erias lukwago asazeewo okuwandiikira kadaga
abantu abamu bakkiririza mu ddogo
abakulembeze ba disitulikiti bakkaanyizza okusaawo eddwaliro lya kkookolo mu kitundu
bannayuganda baali bameggana n'okuzuukusibwa kw'amayumba agatulugunyizibwamu
funa olukusa okuva mu bannannyini abatuufu
mu kkuumiro ly'ebisolo eriyo enkobe nnyingi
poliisi ekuuma abantu n'ebyabwe
waabalukawo ekirwadde kya ebola mu ggwanga
jjajja wange omukazi y'alera muganda wange omuto nga bazadde baffe bagenze ku mulimu
gavumenti yagaba emmotoka ezitambuza abalwadde mu disitulikiti ez'enjawulo
minisitule y'eby'enjigiriza n'eby'emizannyo ekubiriza abantu okusoma eby'emikono
ttiimu etteeba ggoolo ezisinga obungi y'ewangula
eby'enfuna bya uganda birimu gavumenti n'abantu kinnoomu
minisitule etegeka emisomo egigendererwamu okutumbula ku nkola y'abasawo
omulamwa gwali gwa kufunira ddagala ebizibu bya afirika ebisinga obunene
tomubuulira buli kimu
bannabyabufuzi abawanguzi beebo abatuukiriza ebyobuwangwa byabwe mu bitundu gye basinziira
ebyava mu bigezo by'eky'omusaanvu byafulumizibwa minisita w'eby'enjigiriza n'emizannyo
yakyogera talina kubuusabuusa kwonna nti katonda yalokola obulamu bwe
akakiiko k'ebyokulonda kaatwalibwa mu kkooti ku nsonga za nsalassale ow'okuwandiisa abalonzi
battibwa olw'ebigambibwa nti baali bakukusa ebyamaguzi okwetooloola ensalo
omukago gwa bulaaya gulimu ensi amakumi abiri mu musanvu
ttiimu y'eggwanga yayitamu okugenda mu lwokaano
obuzibu ng'obwo bweyolekera nnyo mu baana
abantu bangi basengukira mu mayumba agatali ga bbeeyi olw'ekirwadde
ssabaminisita wakukubiriza olukiiko lw'ennaku essatu
gavumenti yawa abalimi ensigo
abo abaali bamumanyi era abaamuli ku lusegere beetaaga okutubuulira endowooza gye yalina ku bintu ebitali bimu ne ki kye yali ddala
abawala bano bakyali bato
waliwo ekiwuka kyonna ekitambulira ku mutwe gwange
abantu tebakyalina wa kusula
abantu bakubiriziddwa okutandika okuterekawo ssente ezinaabayamba mu biseera eby'omu maaso
ab'oluganda baali balwanira eby'obusika bwabwe
eby'okunywa byali bimala abagenyi abayite
baateebayo goolo endala bbiri mu kitundu eky'okubiri
abawagizi baanyumiddwa nnyo ekivvulu ky'abayimbi abayimba obutereevu
enkambi zeetaaga amazzi amalungi eri abantu ababeera yo
maneja w'omupiira oyo alina omuzze gw'okunywa sigala ng'omuzannyo gugenda mu maaso
alina ekirooto eky'okugendako mu amerika
omusajja oyo yasomerera bya kubala ssente
ennimiro baagibikka ebigimusa
abafumbo ababa n'obutategeregana balina okukyalira abo ababuulirira abafumbo
wadde nga wabaddewo okukulaakulana mu ggwanga likyasobola okweyongera okukulaakulana
lwaki abazadde balemererwa okutegeera abaana baabwe
abalimi beetaaga okuba n'obusobozi bw'okufuna ensigo ezirongoseddwamu
waliwo endwadde empya nnyingi
abalimi balima batobeka
abayizi bano si batuuze ba ggwanga
y'asaanira okukola eby'okwewunda
abantu kinaana ku buli kikumi eggwaga lyabwe balitwala nti lirimu obulyi bw'enguzi
gavumenti yetaaga okwekenneenya engeri y'okutusaamu obuweereza eri abantu
essomero lyatandikibwawo omulabirizi
gavumenti egezaako okukuuma amasekkati g'ekibuga nga mayonjo
ateekateeka kuwasa muganzi we omupya
mu kusomoozebwa kwonna ku mulimu loopa eri abaabaddukanya
singa omulwadde abeera asindikibwa mu ddwaliro eddene ateekeddwa okusasula ebisale by'amafuta
ebifo ebisangibwamu amazzi biri wala n'enju yaffe
abantu bakkiriza nti ebimu ku bifulumizibwa bikolebwa disitulikiti
ssente ze bewola okuva mu kitongole zijja bayamba okulongoosa obulamu bwabwe
omusumba eyafa yaziikiddwa eggulo
uganda eri ku bwerinde olw'amawanga agagirinaanye okufuna ekirwadde ky'ebola
okuyigiriza abaana okunaaba engalo nga tebannalya kibayamba okwewala okulya obuwuka obuleeta endwadde
disitulikiti ezimu tezafuna buyambi bwa mmere bwonna
waliwo emisango egitali gimu egy'ettaka mu kkoota z'amateeka
embazi etera kukozesebwa okwasa enku
yafunye ekisago eky'amaanyi ku mutwe bwe baabadde balwana
layisinsi ekkiriza omuntu okukola bizineensi ya mitwalo kkumi
nneetaaga okwebaka kubanga nkooye nnyo
minisita asuubirwa okuba ng'asobola okuyamba abantu be okufuna emirimu
muliraanwa wange yavaamu omusaayi mungi nnyo ng'azaala n'atuuka n'okufa
omwana asobola okulwala n'alemererwa okugenda ku ssomero
ababbi baamubbako ssente ze nga yaakava mu bbanka
obuuma obukebera buli buli wamu mu kibuga era tebuggibwako musolo
tusaanye nga eggwanga tuve ku bintu ebitwala ensimbi ennyingi
okulonda okwakaggwa n'ebyavaamu ebikyamu bisonga ku mbeera emu naddala mu maserengeta ga afirika
twamuteerawo eddaala asobole okukkirako okuva ku kizimbe ekiwanvu
kiri mu tteeka bannansi okusasula emisolo
bye tukola leero biyinza okuba nga birina kye bikola ku biseera byaffe eby'omu maaso