text
stringlengths 51
191
|
---|
resampled_wavs/common_voice_lg_24832122.wav|Amasomero ameka agali e Koboko? |
resampled_wavs/common_voice_lg_28205567.wav|Gavumenti yeetaaga okunogera ebizibu by'abantu eddagala amangu. |
resampled_wavs/common_voice_lg_27812285.wav|Kino tekirina kye kiraga nti oli musajja nnyo okusinga ku banno. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28286787.wav|Si kya bugunjufu okuyisa omukono emabega w'omusaabaze omulala gw'otatambudde naye mu takisi. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28324316.wav|Yawangude owa National Unity Platform eyabadde n'obululu abiri mu munaana. |
resampled_wavs/common_voice_lg_27852584.wav|Amalwaliro gonna gafa ku balwadde. |
resampled_wavs/common_voice_lg_27871955.wav|Erinnya Mulindwa mubujjuvu liri Musajja alindwa na ngabo. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28160930.wav|Obukulembeze bw'abasuubuzi obukadde bugambibwa okunyunyunta abasuubuzi wamu n'okulemwa okutegeka okulonda okw'amazima. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28532090.wav|Busobozi ki abantu ab'enjawulo mu kitundu kyaffe bwe balina? |
resampled_wavs/common_voice_lg_27852551.wav|Okulamba enguudo kirambika n'okulungamya ebidduka ku nguudo zi mwasanjala. |
resampled_wavs/common_voice_lg_27883656.wav|Bakimanyi nti akalulu kano kakunoonyezebwa mu nkola ya ssayansi. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28017399.wav|Bwe baatuuka gye balaga, omugoba w'emmotoka n'abasaba basasule ssente. |
resampled_wavs/common_voice_lg_27860091.wav|Tusaba gavumenti okuteeka ssente mu pulojekiti yaffe. |
resampled_wavs/common_voice_lg_27852644.wav|Omuwala mumyufu ng'enjuba y'ejjirikiti oba endeku. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28523620.wav|Akoona ekisosonkole, akakoko ne kavamu nga tekannatuuka. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28193065.wav|Olunaku olw'omukaaga mu luganda luyitibwa Nagawonye. |
resampled_wavs/common_voice_lg_24138015.wav|Ebintu bitabuse mu kibuga ekikulu mu ggwanga. |
resampled_wavs/common_voice_lg_24843073.wav|Tulina okwenyigira ku ky'okutegeeza abantu n'okubakubiriza okugema |
resampled_wavs/common_voice_lg_28307630.wav|Yakakasizza okwesimbawo leero. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28220443.wav|Ekisanja ekisereka ennyumba kiyitibwa Kikaabugo ate ekikuba omusulo kiyitibwa Ssalabwe. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28493699.wav|By'osoma byebuuzeeko ebibuuzo , ate ng'obiddamu. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28332058.wav|Twazuula nti, ekigambo 'Toyiiwa' kyawandiikibwa mu bukyamu. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28241686.wav|Okuzimba n'okunnyikiza enzikiriza y'Ekikatoliki. |
resampled_wavs/common_voice_lg_24955701.wav|Kabuyonjo empya zijja kuzimbibwa mu kitundu. |
resampled_wavs/common_voice_lg_27871826.wav|Abafuusa baasenguddwa mu kitundu. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28043261.wav|Abakozi bonna abaasiimibwa, Olivia Cox Namaganda yabateekamu omudidi gw'ensimbi beegulire ebya Ssekukkulu. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28501213.wav|Ekikulu ku byo kye kiriwa? |
resampled_wavs/common_voice_lg_28533432.wav|Ne nnenda mu maaso okutuusa lwe natuuka ku mulongooti omunene ne mmukinaggukira. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28356631.wav|Eyo enkola ya bantu abaasomako. |
resampled_wavs/common_voice_lg_27772424.wav|Obwakabaka abasinga babwettanira |
resampled_wavs/common_voice_lg_28280797.wav|Eyasindikibwa e Bunyoro nga bamusibyeko omusango gw'okuganza muka Katikkiro eyaliwo mu kiseera ekyo. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28356465.wav|Abakulembeze bakubirizibwa okutuukiriza obuvunaanyizibwa bwabwe mu kitundu. |
resampled_wavs/common_voice_lg_27812160.wav|Awera okusigala ku nsonga kubanga eddembe lyabwe kikulu nnyo okusinga ensonga yonna endala. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28239008.wav|Ekyo ky'olabye kikuyigiriza ki? |
resampled_wavs/common_voice_lg_24912932.wav|Onduparaka tekubwangako mu kisaawe kya Green Light. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28355961.wav|Emisumaali egiringa akatiko giyitibwa Enninga. |
resampled_wavs/common_voice_lg_27915307.wav|Enswa ensejjere zivaako obutiko obuyitibwa obusejjeresejjere |
resampled_wavs/common_voice_lg_28017861.wav|Ensonga eno y'emu n'eyo gye tuwulira ne ku kigambo ekyalaani. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28165638.wav|Okufuna embuto mu bavubuka kwongedde omuwendo gw'abakyala abafiira mu ssanya. |
resampled_wavs/common_voice_lg_24831685.wav|Sampolo zaabo abasemberera abalwadde zaatwalibwa mu kukeberebwa. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28205953.wav|Empisa z'obuwangwa g'emateeka n'ebirowoozo ekitundu kwe kitambulira. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28241550.wav|Endwadde ezitasiiga kuva ku muntu omu okudda ku mulala gyeziri mu bantu mu bitundu. |
resampled_wavs/common_voice_lg_24480531.wav|Ani yali takumanyi nti gwe wali asinga eddalu mu kibiina ekyo? |
resampled_wavs/common_voice_lg_27752608.wav|Yajjukira buyise okumubuulira nti yali mulwadde. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28205579.wav|Okusimba emiti kyetaagisa ettaka. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28160929.wav|Kaakano Ssentebe w'abakulu b'ebkika ye Nakirembeka Allan Waliggo. |
resampled_wavs/common_voice_lg_27807403.wav|Mwebale kwebaza Kabaka. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28019076.wav|Bavubuka bannaffe be tubeera nabo naddala abo abeetaba mu bibanda bamanyi okuyeeyereza bannaabwe. |
resampled_wavs/common_voice_lg_27739753.wav|Ebitono ku kadinda. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28163855.wav|Abakozi balina okuweebwa sitiika z'emmotoka mu muggalo. |
resampled_wavs/common_voice_lg_27871834.wav|Ennyiriri zino zitegeeza ki? |
resampled_wavs/common_voice_lg_28199252.wav|Oluvannyuma lwa namuttikwa w'enkuba, akeedi mu kampala zajjula amazzi. |
resampled_wavs/common_voice_lg_24491250.wav|Ekibadde kikutte obudde kimaze ne kibuta. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28505160.wav|Kye baddamu ku miwendo gye bababuuzizza, tebakakasa kulaba nti kituufu, bawaayo buwi bitabo. |
resampled_wavs/common_voice_lg_27962947.wav|Ani yali omutaka omukulu nga Nnende tannasenga ku Wabiti? |
resampled_wavs/common_voice_lg_24815219.wav|Buli ndwadde erina obwoleko n'obubonero obugiraga nti mweri mu mubiri gw'omuntu. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28488312.wav|Ofuna magoba genkana wa mu kutunda ensigo? |
resampled_wavs/common_voice_lg_28542213.wav|Kiyamba omugolozi okulaba nga bwe watereeza ebirowoozo byo; era n'alaba nti omanyi. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28317172.wav|Okuteesa okwaddirira kwali kugenderera kunoonyeza Buganda nsimbi. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28207720.wav|Wetwogerera kati, abantu bonna baakubirizibwa okwewala okubeera mu bantu abangi. |
resampled_wavs/common_voice_lg_27739865.wav|Omwami n'omukyala ekyabayamba okusomoka omugga kwe kuba nga buli omu yali amanyi okukuba enkasi. |
resampled_wavs/common_voice_lg_24134288.wav|Kyokka omuntu alaba ng'ofa n'emboozi ye awuuna buwuunyi. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28038925.wav|Waliwo ne lwezisobola okubeera ebbiri. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28242179.wav|Kato yeesoose okutuula ku ntebe. |
resampled_wavs/common_voice_lg_23722978.wav|Omuweereza bwe yakomawo omuwala n'amusaba akutameko amukube akaama. |
resampled_wavs/common_voice_lg_23812340.wav|Omuntu n'okola ebibyo ng'olowooza nti onoobera bulungi. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28001146.wav|Alunda ebisolo omuli embuzi endiga n'emmese. |
resampled_wavs/common_voice_lg_27963801.wav|Ono kati agenda kutwalibwa mu kkooti gy'anaggulwako ogw'obutemu. |
resampled_wavs/common_voice_lg_23904818.wav|Abagagga abamu batugamba nti si kirungi kuba na mukutu gumu oguvaamu nsimbi. |
resampled_wavs/common_voice_lg_27999742.wav|Yennyamidde olw'ebikolwa by'okutulugunya bannamawulire ebisusse, abamu ne batuuka okwetamwa omulimu. |
resampled_wavs/common_voice_lg_27964101.wav|Obulamu lugendo olujjudde ensozi n'ebikko era bw'atyo Katonda bwe yabukola, Seya byona abilabye. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28324594.wav|Bwe tutyo twalya ne Kyajja. |
resampled_wavs/common_voice_lg_27958583.wav|Japan y'emu ku nsi ezirimu tekinologiya owawaggulu. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28398919.wav|Ebitongole by'eddini biwadde abantu obukodyo bw'okwekuuma eri akawuka. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28163932.wav|Abaali batunda ppoloti baalabika nga ssente ze nali mbagambye tebazisanyukidde. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28240065.wav|Abantu mu Arua beyama okulwanirira okubeera obumu n'okukolera awamu. |
resampled_wavs/common_voice_lg_27990785.wav|Bino byonna byaliwo kubanga omusajja ono teyayagala kubeera nga kumpi n'abamirirwano. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28398385.wav|Ekikoola omukazi ayagala okukyusa ekika ky'abaana b'azaala ky'anywa kiyitibwa ekifuula. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28408749.wav|Bano baazinduukiriziddwa e Nakivubo ababbi bana. |
resampled_wavs/common_voice_lg_23909496.wav|Omuvuzi wa lukululana yavuze kasoobo nnyo aleme kutomeragana na mmotoka ndala. |
resampled_wavs/common_voice_lg_27805204.wav|Okwatula ekikuluma kisinga okusirika. |
resampled_wavs/common_voice_lg_24121991.wav|Mukwano gwange yali mugezi nnyo era kyampalirizanga okumwebuuzaako. |
resampled_wavs/common_voice_lg_27959237.wav|Luutu n'ayongera okumanya bye yali tamanyanga. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28235810.wav|Byonna abayizi baatandise okubisomba nga babizzaayo munda mu bibiina. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28306593.wav|Obukiikakkono bwa Uganda bunyuma. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28078377.wav|Kabi ddiba kabi nnyama kalungi 'mucuuzi' |
resampled_wavs/common_voice_lg_28224082.wav|Siimuvumye wabula mugambyeko bugambi. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28036901.wav|Oyo omukungu y'avunaanyizibwa ku nnambika y'emirimu. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28269121.wav|Mumuleke awummule mirembe. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28046159.wav|Nga abagenyi tebannatuuka, waasoseewo omusomo ogukwata ku by'ettaka. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28398351.wav|Awo woviira mu ssa ery'omwana nofuuka omuntu omukulu. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28222892.wav|Mu kuwuliriza okunyumirwa tuyinza okuwuliriza ebintu eby'enjawulo. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28231812.wav|Okukunga abantu b'omu kitundu okwenyigira mu mirimu egigendererwamu okukuuma ekibira ky'e Namwasa. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28384383.wav|Era tabeera kusala magezi ga kudduka yali afudde. |
resampled_wavs/common_voice_lg_27955757.wav|Naye ssente zino bazifuna batya? |
resampled_wavs/common_voice_lg_28200537.wav|Abantu abawaayo amawulire agatali matuufu ku kawuka bajja kusibwa. |
resampled_wavs/common_voice_lg_25059987.wav|Twetaaga okuyambako abalimi b'emmwanyi okufuna akatale akatuufu. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28408235.wav|Ebikwata ku budde n'embeera zaabwo buli muntu asaanye abimaye. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28524936.wav|Mmwe ddoboozi lya gavumenti mu bitundu byammwe, ku disitulikiti ne ku ggombolola. |
resampled_wavs/common_voice_lg_27999950.wav|Kaakano Nnaabagereka lye linnya lya Mukyala wa Kabaka ettongole mu Bwakabaka bw'e Buganda. |