text
stringlengths 51
191
|
---|
resampled_wavs/common_voice_lg_28225064.wav|Zimenya amateeka g'empandiika y'Oluganda. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28167997.wav|Oyita mu bbulooka oba mu katale k'emigabo. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28146337.wav|Omukubiriza w'abataka, ategeezezza nti omusomo guno gukwata ku nsonga nkulu. |
resampled_wavs/common_voice_lg_27772044.wav|Alipoota eno ekubira zi gavumenti omulanga. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28239750.wav|Abantu bajja kufuna omukisa okusiga ensimbi gye bazaalibwa. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28046202.wav|Pulezidenti alina obubaka obw'okuwa eggwanga mu lujjudde. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28231641.wav|Gavumenti efuna ssente nnyingi okuva mu kkampuni ezisogola omwenge. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28350028.wav|Ekiseera eky'okugenderamu mu ddwaliro. |
resampled_wavs/common_voice_lg_27757208.wav|Ye muntu omwekanase era omunafu ekisukkiridde. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28221590.wav|Ebibiina by'abalimi eby'obwegassi era biwa abalimi obuyambi bw'ensimbi. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28538314.wav|Ayiga bigambo bugambo, n'atayiga birowoozo. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28135022.wav|Ekitongole ekikola ku kunoonyereza ku nnima oy'omulembe mu ggwanga. |
resampled_wavs/common_voice_lg_27776016.wav|Emmotoka za gavumenti zaali ziyitawo ne zibakubamu amasasi ne gamukwata ne Nnabirye eyali amuliraanye. |
resampled_wavs/common_voice_lg_27756644.wav|Ebizuulo ebyekuusa ku nkozesa y'ensirifu. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28184693.wav|Ebbaluwa z'emigabo zisobola okukozesebwa ng'emisingo? |
resampled_wavs/common_voice_lg_27783103.wav|Annyonnyodde nga kino bwe kibawadde essomo. |
resampled_wavs/common_voice_lg_27955823.wav|Neebaza aba poliisi olw'obwangu obukoleddwa okuzikiza omuliro guno. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28227196.wav|Olaba otya singa obadde osoma akatabo nga kanyuvu nnyo ebitagambika. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28281815.wav|Tetumanyi muwanguzi waluzannya. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28199289.wav|Omuntu bw'ayogera ku makula ga Buganda aba ategeeza Kabaka. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28172054.wav|Abantu beeyisa nga abooluganda. |
resampled_wavs/common_voice_lg_27807584.wav|Yolesa ebyatulo bino ku mugala gw'ennyingo nnanjatula. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28522287.wav|Omuntu yenna wa ddembe okukola ky'ayagala. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28260365.wav|Eyo eyitibwa kannabwana. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28482172.wav|Effumbiro yaliyonjanga okuliyitiriza, ebibya n'abyoza bulungi n'abawanika waggulu. |
resampled_wavs/common_voice_lg_27840592.wav|Omutamiivu agenda anoonya awasimbiddwa ebitooke oba awakunganye abantu abangi. |
resampled_wavs/common_voice_lg_24950148.wav|Mu ngendo z'obulamu bwaffe ez'enjawulo tulina abantu abatulungamya. |
resampled_wavs/common_voice_lg_27860650.wav|Waliwo essuubi nti okumanya amateeka kujja kulongoosa ku nneyisa y'abantu. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28172050.wav|Embeera y'ekirwadde eno ereetedde abantu bangi okwongezaayo emikolo gy'obufumbo. |
resampled_wavs/common_voice_lg_27753725.wav|Ku lwokuna yayogera ku nsonga y'ekibbattaka ekisusse e Mukono. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28488361.wav|Omusajja n'annyonnyola nti bandeka ku kizinga kuno. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28194698.wav|Omulimu gwa Kato gwawedde bulungi? |
resampled_wavs/common_voice_lg_24788970.wav|Abawambibwa basobola okuzuulibwa. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28160936.wav|Omugenzi yafudde kawuka ka kolona. |
resampled_wavs/common_voice_lg_27814559.wav|Okutandika okuteekateeka okuwandiika ekiteeso ky'okunoonyereza. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28337523.wav|Nnyina yamutwala n'amulaga ekkubo. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28350037.wav|We bwakeerera ku makya, era nga bwe yali alowoozezza, waaliwo Wango eyali agudde mu kinnya. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28015874.wav|Naye yeetabye mu misinde. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28408744.wav|Abasomesa bamanyi engeri y'okuteekerateekeramu obulungi abayizi baabwe. |
resampled_wavs/common_voice_lg_27946959.wav|Owoyesigire agamba nti eyasse Kagolo ye Rashid Mamuli. |
resampled_wavs/common_voice_lg_24128995.wav|Abalimi balina okufaayo ennyo ku birime byabwe. |
resampled_wavs/common_voice_lg_24060244.wav|Amafuta agawunya wano olowooza gavudde wa? |
resampled_wavs/common_voice_lg_23784681.wav|Omuntu ateegomba mu bulamu nga talina kiruubirirwa tasobola kugaggawala. |
resampled_wavs/common_voice_lg_24144232.wav|Omulimisa agamba nti ettaka ly'ebikata bino likaluba osaanye olimenyeemenye n'enkumbi. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28497884.wav|Kaakati mu ngeri ezo zonna birowoozo ki by'osaanidde okuluubirira? |
resampled_wavs/common_voice_lg_28351180.wav|Yamma muwala we emmere. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28267878.wav|Agenda kusasulira abayizi abasinga okweyisa obulungi ebisale by'essomero. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28209267.wav|Kizibu okusanga akatale akayonjo. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28357365.wav|Ensonga z'ettaka eryo zikyali mu kkooti y'ebyettaka. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28238704.wav|Amazima ndwadde z'ebisolo nnyingi. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28154654.wav|Abasirikale ba Uganda baatwalibwa okukuuma emirembe mu nsi eriraanyeewo. |
resampled_wavs/common_voice_lg_24785823.wav|Endwadde ezimu zisobola okuwonyezebwa n'okuziyizibwa. |
resampled_wavs/common_voice_lg_27740039.wav|kino kizze kyeyolekera mu kutemula abantu abanene abava mu kitundu. |
resampled_wavs/common_voice_lg_25040942.wav|Abakwatibwako ensonga be baani? |
resampled_wavs/common_voice_lg_28154594.wav|Alabudde abaganda naddala mu ssaza ly'e Bulemeezi |
resampled_wavs/common_voice_lg_23784630.wav|Omugole yajjira mu ngatto empavu kyokka n'eryoka emulindiggula ennume y'ekigwo. |
resampled_wavs/common_voice_lg_24814834.wav|Ebirwadde ebibalukawo bitera okusaasaana amangu era bitera nnyo okuleeta okufa. |
resampled_wavs/common_voice_lg_27903536.wav|Obuyambi busobozesezza abayizi bangi okutuuka ku birooto byabwe eby'emirimu gye baagala. |
resampled_wavs/common_voice_lg_27812605.wav|Tunuulira ebirala ebifuula sentensi eyo okubeera empandiike mu butuufu bwayo ne mu lulimi. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28207890.wav|Embwa alina obwana omunaana bwokka. |
resampled_wavs/common_voice_lg_27775381.wav|Buli luvannyuma lwa myaka ebiri. |
resampled_wavs/common_voice_lg_24165573.wav|Nze ku lunaku olwo nnakizuula nti okwerabira kya buntu. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28267366.wav|Ffenna ne bwe twandironze Ssemujju era teyandiyiseemu. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28231193.wav|Asabye abakulembeze abalondeddwa okussa ebyobufuzi ebbali baweereze abantu. |
resampled_wavs/common_voice_lg_27769487.wav|Awe ekitiibwa okusalawo kwa bannakampala abamulonze. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28325410.wav|Mulimu ki ogw'okusogola omwenge. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28331774.wav|Kiki ekyayimiriza Kabaka mu kkoona? |
resampled_wavs/common_voice_lg_28239457.wav|Endokwa z'emiti zaagabiddwa mu masomero ga sekendule. |
resampled_wavs/common_voice_lg_27984827.wav|Kyokka ne bwe yava mu ddwaliro, yaddamu okuvuga mmotoka. |
resampled_wavs/common_voice_lg_27840773.wav|Okunoonyereza kuno kujja kutwala ssabiiti bbiri. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28228268.wav|Bonna tebamanyi gwe yali agamba. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28013213.wav|Singa masiki gy'oba oyambadde ebisiwala, giggyeeko oyambale endala. |
resampled_wavs/common_voice_lg_27807360.wav|Olina embuzi mmeka? |
resampled_wavs/common_voice_lg_28135085.wav|Yassenga mu Kampala, ekibuga ekikulu mu Uganda |
resampled_wavs/common_voice_lg_28171775.wav|Buyitibwa ndibakkusa. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28307012.wav|Oyo atambula n'essimbo si Lumu? |
resampled_wavs/common_voice_lg_27812528.wav|Ekiti omuntu ayasa enku ky'asonseka mu luku lusobole okwatika amangu kiyitibwa ekibaazi. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28389776.wav|Ssaabawandiisi w'ekibiina, yagambye tebasaba kubongera ssente naye basaba kuweebwa ssente ezigya mu mulimu gwebakola. |
resampled_wavs/common_voice_lg_27932185.wav|Ono yennyamidde olwa bannayuganda abatakyassa kitiibwa mu bulamu bwa bannaabwe ky'agamba nti kino kikyamu. |
resampled_wavs/common_voice_lg_27860629.wav|Buli kintu Nanziri kye yayagalanga yakifunanga olw'okubeera n'endeku ye eyo. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28155358.wav|Omuntu omukulu tatera nnyo kulwa ku kintu. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28191885.wav|Oluusi ng'alaba nti kyakolwako dda era nga tekikyetaagisa nate kufiibwako. |
resampled_wavs/common_voice_lg_24910682.wav|Kaweefube yakolebwa okuzuula amazima agali emabega w'emirerembe. |
resampled_wavs/common_voice_lg_27861014.wav|Omuluumu gwe muti abayizzi gwebakozesa okusitula ensolo yaabwe naddala ng'ebadde nnene. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28139259.wav|Olulimi Olungereza luzibu nnyo lwa kutegeera nga tosomye. |
resampled_wavs/common_voice_lg_27861096.wav|Basala omutwe gwa Kasalina. |
resampled_wavs/common_voice_lg_24480534.wav|Ekikolwa ky'okutwalira amateeka mu ngalo kikolwa kibi nnyo era kikyamu nnyo. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28238846.wav|Akasaaanikira k'ekika kya soda oyo kaba kamyufu. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28203902.wav|Weefumiitirize ku by'osomye okumala akaseera. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28266738.wav|We yayingirira mu woofiisi yasanga ettaka lyagabwa dda |
resampled_wavs/common_voice_lg_27832070.wav|Buli kintu bw'okiyisa mu mitendera gyakyo emituufu okigannyulwamu. |
resampled_wavs/common_voice_lg_24143353.wav|Mu bulamu bwange njagala nnyo okuwa ekitonde ekikyala eddembe. |
resampled_wavs/common_voice_lg_24831867.wav|Yategeeza abavuzi ba pikipiki okuteeka mu nkola amateeka agagobererwa ku makubo. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28241078.wav|Nga lesitulanta yaakatandika,abantu bajjanga batono. |
resampled_wavs/common_voice_lg_27772160.wav|Ettaka eryalekebwa mu mikono gya gavumenti ya Kwini ate abaddawo baalibba dda. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28357452.wav|Olugave nalwo lwasukka ensonyi. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28485376.wav|Ono teyatalizza bbanka y'ensi yonna. |
resampled_wavs/common_voice_lg_24875768.wav|Kiki ky'olowooza ekiviirako omuliro ogutatadde ensangi zino. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28339826.wav|Polofeesa Ibingira y'omu ku bategesi b'olukungaana luno. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28464473.wav|Hajat Nanvuma abadde n'abamu ku bakozi. |