text
stringlengths 51
191
|
---|
resampled_wavs/common_voice_lg_28016987.wav|Waliwo mbaliga ne wasswa. |
resampled_wavs/common_voice_lg_27954285.wav|Yaddamu n'ampita nti, 'Nnajja?' |
resampled_wavs/common_voice_lg_27861197.wav|Ayinza okuba nga yali agamba ku musajja ng'ayita mu ngero ezo. |
resampled_wavs/common_voice_lg_27900089.wav|Ekiwalattule ky'omwana aba mwana mumagalavu ate nga wa ddalu. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28522823.wav|Kati okakasa tolina buzibu bwonna bw'owulira? |
resampled_wavs/common_voice_lg_28183769.wav|Abanoonyereza e Bungereza bawadde amagezi okugatta ebika by'eddagala eby'enjawulo. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28165064.wav|Buli muntu agezaako okukola kyonna ky'asobola okubaawo. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28202549.wav|Abantu bagenda mu byalo okubeerayo mu biseera by'ennaku enkulu |
resampled_wavs/common_voice_lg_27883579.wav|Omuganda agamba nti, 'eriiso ly'omukulu awaddugala we walaba', nti era 'akutwala ekiro omusiima bukedde.' |
resampled_wavs/common_voice_lg_28307296.wav|Ggwe olowooza emikutu gino gyawukana gitya? |
resampled_wavs/common_voice_lg_27757336.wav|Abekkobe be bawanga amafumu ga Kabaka . |
resampled_wavs/common_voice_lg_27807141.wav|Emmotoka ekubiddwa amasasi ku njuuyi zombi era gano ge gasse muwala wa Katumba . |
resampled_wavs/common_voice_lg_28043180.wav|Wandisoose n'omanya lwaki mbagobye. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28515709.wav|Toleka balala kukulowooleza ssebo. |
resampled_wavs/common_voice_lg_24228338.wav|Lwaki ondeka ate nga tudda ku luguudo lumu? |
resampled_wavs/common_voice_lg_28350071.wav|Kiki abantu kye baba basuubira mu nteeseganya zino? |
resampled_wavs/common_voice_lg_27903435.wav|Awo nno bannassaayansi beewalira ddala okwekkiriranya. |
resampled_wavs/common_voice_lg_24015963.wav|Omuntu alabye n'aba booda booda bakalabula emmotoka ne badduka. |
resampled_wavs/common_voice_lg_23725980.wav|Abasawo bonna abajjanjabira mu nkola ey'ekizungu bavumirira enzijanjaba y'ekinnansi. |
resampled_wavs/common_voice_lg_27807290.wav|Amaaso ga bakazi ga njawulo nnyo okuva ku ga basajja. |
resampled_wavs/common_voice_lg_25057557.wav|Abasawo batuumiddwa abazira olw'okukubiriza abantu okunaaba mu ngalo n'okwekebeza. |
resampled_wavs/common_voice_lg_27915697.wav|Ebibiina by'abasuubuzi mu ggwanga biddukanyizibwa gavumenti. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28221427.wav|Ebimu ku bifo by'obulambuzi bisaana okutereezebwa. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28303680.wav|Mu nsi ezaakula n'ezikyakula obulwadde buno bugattibwa ku ndwadde ezigemebwa nga olukusense |
resampled_wavs/common_voice_lg_27822085.wav|Bwe yateebereza okugenda ne Mulumba ku luzzi ng'alaba ajja kumulwisa anti ye bambi yali atambula |
resampled_wavs/common_voice_lg_27769608.wav|Omusajja olw'alaba omuwala oyo n'amwagalirawo era n'omuwala n'amukkiriza amangu ago. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28324315.wav|Ayitibwa Ibrahin Ssekaggya. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28357715.wav|Wabula omwami oyo ajooga nnyo. |
resampled_wavs/common_voice_lg_27739807.wav|Wakkapa omugezigezi nga wammese. |
resampled_wavs/common_voice_lg_23753624.wav|Essomero eryo lye lisinga abayizi abangi mu kitundu. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28531872.wav|Kabaka yagguddewo ekizimbe n'okusimba omuti ogwekijjukizo ku ssomero lino. |
resampled_wavs/common_voice_lg_23955318.wav|Buli omu yabadde yeebuuza engeri mukozi munnaabwe gye yabbamu amasimu. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28336298.wav|Omukyala oyo abaddenga mulwadde. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28242112.wav|Omuwandiisi talaba biteeso bya lukiiko lw'eggulo. |
resampled_wavs/common_voice_lg_24886147.wav|Mu butuufu nnakyawa essomero gye nnava. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28292501.wav|Obudde obwekitto buba bwakikome nga bunnyogovu nnyo. |
resampled_wavs/common_voice_lg_24810604.wav|Abantu beetaaga ebikozesebwa mu bulamu obwa bulijjo okusobola okuyita mu mbeera eno enzibu. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28171766.wav|Waliwo obusobozi okubeera ng'ekiikiriddwa ku kakiiko k'ebyokwerinda. |
resampled_wavs/common_voice_lg_27913102.wav|Tukubirizibwa okuyamba abali mu bwetaavu. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28201795.wav|Omukulembeze wa disitulikiti yateekawo obukwakkulizo Kkampuni bwe yakkiriza okutuukiriza. |
resampled_wavs/common_voice_lg_27772035.wav|Nsuubira nti Omutaka Kasujja ku myaka gy'aliko ebya tekinologiya abitegeera bulungi. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28366460.wav|Twatawaanye okufuna ew'okubeera. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28291873.wav|Essomo eriyigiddwa lyetegerezebwa okulongoosa ku kwetegekera Ebola. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28155738.wav|Buli lunaku kyenkana afuna emitwalo kkumi. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28276287.wav|Bitera okulabika ng'ebiriko kye binuuna mu ttaka nga byeyambisa emimwa gyabyo . |
resampled_wavs/common_voice_lg_23909061.wav|Ejjo nnalabye ebintu nga byonna byonooneka biggwawo. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28385082.wav|Enteekateeka za gavumenti ziruubirirwamu kuganyula bantu. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28001299.wav|Buli lunaku kyenkana afuna emitwalo kkumi. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28241916.wav|Leku, yagambye kizibu nnyo okulemeseza ddala abantu okuyingira mu Uganda olwensalo obutaba na basirikale. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28291096.wav|Wabula olw'ekirwadde kya Kolonavayiraasi, olukungaana luno terugenda kusobola kubaawo olwa gavumenti okuziyiza abantu okukungaana. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28331798.wav|Olunaku lw'abavubuka lukuzibwa mu nsi yonna. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28472974.wav|Waakiri beegugunge okusobola okutaasa ekitiibwa kya Buganda. |
resampled_wavs/common_voice_lg_27752497.wav|Ebyo bwe bigaana, ng'ekikolwa ekyo kisazibwamu. |
resampled_wavs/common_voice_lg_23756441.wav|Singa wabaawo eddagala eritundibwa ku kkubo naye ng'olimanyi bulungi nti likola totyanga kulisaba. |
resampled_wavs/common_voice_lg_24820009.wav|Gavumenti erina okutongoza ebifo ebisengebwamu. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28538362.wav|Abasiraamu wonna mu ggwanga basuubira okujaguza olunaku olumalako ekisiibo |
resampled_wavs/common_voice_lg_28294634.wav|Abaana abamu mu ssomero balina obulemu nga baba tebasobola kwatula bulungi bibasomesebwa. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28205582.wav|Oluvannyuma ng'amaze okulya, yasaba eky'okunywa. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28241522.wav|Obutaka bwe butundibwa, kijja kuba tekikyasoboka muntu kweyanjula nga asinziira ku buvo bwe. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28046093.wav|Bwe tuddako mu kubala emyezi, ate awo Omuganda yayitirira! |
resampled_wavs/common_voice_lg_28069164.wav|Mpulira enkuba omuli ne muzira etandise okuyiika. |
resampled_wavs/common_voice_lg_27990983.wav|Ekitiibwa ky'omukyala bufumbo. |
resampled_wavs/common_voice_lg_27860289.wav|Abanyuunyunta be bafuga balimba nnyo. |
resampled_wavs/common_voice_lg_27769530.wav|Oteekwa okulaba nti osula mu kagoye akaweweevu obulungi akasobola okukuwa emirembe nga weebase. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28497634.wav|Ye bwe yalabanga ku ssente ez'obuliwo ng'alowooza nti mugagga nnyo. |
resampled_wavs/common_voice_lg_25780516.wav|Obumu kitegeeza tuteeka ku bbali enjawukana zaffe ne tukolera wamu. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28207889.wav|Beera mwegendereze ababbi batambula n'ebissi eb'obulabe. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28069234.wav|Oyinza okuluyita olutuuyotuuyo. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28154593.wav|Kyewalabye yaliko omuwanika w'Enkuluze era nga mu kifo kino yakoleramu ebiringi bingi. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28526121.wav|Tumaze nno okulaba okulowooza nga bwe kugenda. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28155121.wav|Yasikira kitaawe n'abikka akabugo ku njole ya kitaawe. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28016782.wav|Kusoomoozebwa ki abaazirwanako kwe bwasanga nga baweereza amagye? |
resampled_wavs/common_voice_lg_24942964.wav|Beera n'endowooza ennungi eri okusoma. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28318432.wav|NE Ssuuna ono mutabani wa Nnakibinge, nnyina ye Nassuuna ow'ekika ky'Emmamba. |
resampled_wavs/common_voice_lg_27823050.wav|Wajja kubaawo engeri endala y'okufunamu amasannyalaze okugeza okugaggya mu busa. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28215374.wav|Yafuna waateeka omwana ne yeebaka. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28160814.wav|Ne mu biseera byo eby'omu maaso bw'otyo bw'olibeera. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28219617.wav|Tulina okuzimba amakanisa amalala mu kitundu. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28516001.wav|Kapitaani ng'ali ku kyoto ekinene ne nnengerayo okumyamyansa. |
resampled_wavs/common_voice_lg_27926396.wav|Okwesisiwala nakwo kika kya mpuliziganya kubanga kutwoleka obubaka okuva eri eyeesisiwadde. |
resampled_wavs/common_voice_lg_24858446.wav|Guno omuzannyo gwa ddala, fuba okulaba ng'oli kitundu ku gwo. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28175974.wav|Abataka b'oku byalo basabibwa okuvaayo bamanyise abantu ku okukomya obutabanguko buno. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28314797.wav|Amateeka g'oku nguudo galina okugobererwa ng'okozesa enguudo. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28135709.wav|Omwana omuwala emirundi egisinga abeera na nnyina. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28516199.wav|Tulabye nti, okulamula bakwawulamu nga basinziira ku bintu bingi. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28184712.wav|Guno omwezi gw'efaanaanyirizaako n'ogwokuna Kafuumuulampawu. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28066965.wav|Enje nakyo kika kya kisolo wano mu Buganda. |
resampled_wavs/common_voice_lg_27739791.wav|Bwe gutuuka ku bwongo, obwongo butawaanyizibwa mu nkola yaabwo. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28017871.wav|Erinnya ery'ennono ery'owessaza ly'e Mawogola ye Muteesa. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28139106.wav|Ensonga y'obutale bw'emigabo mpya nnyo gye bali. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28497614.wav|Ani nno eyakikuba okutuusa awo. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28336460.wav|Twasalawo tuddemu okunoonya ebifaananyi ebirala bye tuyinza okweyambisa mu kunoonyereza kwaffe. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28532336.wav|Ensolo endala zirina bye zikola okulabula zinnewaazo. |
resampled_wavs/common_voice_lg_27873155.wav|Mu nkyukakyuka endala mwe muli amabeere okusuna n'ekiwato okugejja. |
resampled_wavs/common_voice_lg_27852503.wav|Ani minisita omubeezi mu Uganda? |
resampled_wavs/common_voice_lg_28357780.wav|Disitulikiti eziriraanyewo neetegefu okumalawo omusujja gw'embizzi. |
resampled_wavs/common_voice_lg_27958802.wav|Obukundugulu kye ki? |
resampled_wavs/common_voice_lg_27860608.wav|Abavubuka beenyigira mu kukola ku myaka emito. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28155514.wav|Buli omu alina eddembe okunoonya obwenkanya. |
resampled_wavs/common_voice_lg_27982567.wav|Alambise abantu ba Kabaka ku ngeri emisinde gino gye gigenda okuddukibwamu olw'embeera ya COVID nineteen |