text
stringlengths
51
191
resampled_wavs/common_voice_lg_28488454.wav|Omu n'agamba nti Dick mulwadde.
resampled_wavs/common_voice_lg_24902647.wav|Amasomero g'obwannannyini gakola bulungi okusinga aga gavumenti.
resampled_wavs/common_voice_lg_28226615.wav|Omulimi omulala yagamba nti ensigo kati baziriira ku caayi kumakya.
resampled_wavs/common_voice_lg_28160711.wav|Tubasaba mudde eka okutuusa nga ssente zaffe ez'ekyemisana ziteereddwa mu mbalirira y'omwaka guno.
resampled_wavs/common_voice_lg_27807601.wav|Okwatuza abaana abato amaloboozi n'ebigambo ebirimu ennyingo ennyingiko si kyangu.
resampled_wavs/common_voice_lg_27974896.wav|Omulimu gw'okuzimba Muzibwazaalampanga ng'eno y'ennyumba enkulu kyenkana guwedde.
resampled_wavs/common_voice_lg_27883657.wav|Newankubadde yali asoma birala, yasiigangayo ebifaananyi ng'abitimba mu ddiiro.
resampled_wavs/common_voice_lg_28267738.wav|Abasomesa beekweka nga batya abaabawola ssente okubakwata.
resampled_wavs/common_voice_lg_28223076.wav|Okulekerawo okukwata enswa osooka kumanya nti ziweddeyo mu kiswa oba mu ttaka.
resampled_wavs/common_voice_lg_28146620.wav|Minisita w'ebyettaka eyavaako agonjodde enkaayana z'ettaka nnyingi okwetooloola eggwanga.
resampled_wavs/common_voice_lg_23758015.wav|Obulamu ennaku zino busaana kukuumibwa butiribiri nnyo.
resampled_wavs/common_voice_lg_28177564.wav|Nga waggulu ku ntikko y'essaawa nayo weggula ng'evaayo akabuzi akalume nga kakaabamu ng'ennume erinnyira.
resampled_wavs/common_voice_lg_28408545.wav|Kyokka nga kimanyiddwa nti lya Bwakabaka bwa Buganda.
resampled_wavs/common_voice_lg_24143918.wav|Omuti guli gulabika mukalu.
resampled_wavs/common_voice_lg_27820339.wav|Omwana yali akyali muto maama we n'afa.
resampled_wavs/common_voice_lg_28389870.wav|Mu Buganda omusajja yakeeranga okuyigga, okugenda okuweesa oba okuyimbula emituba.
resampled_wavs/common_voice_lg_28045662.wav|Ebiseera ebibeera ku lubuto lw'omukyala biyitibwa Magomo.
resampled_wavs/common_voice_lg_28356427.wav|Kye kiseera gavumenti ekozese abakozi baayo abateekerateekera ebibuga.
resampled_wavs/common_voice_lg_27784021.wav|Egyo gyakula gitya?
resampled_wavs/common_voice_lg_27883655.wav|Kizito yakkaatirizza obukulu bw'abakulembeze b'ennono mu nsonga z'ettaka.
resampled_wavs/common_voice_lg_28331783.wav|Akanaanansi kano nga kabuulukuse obulungi!
resampled_wavs/common_voice_lg_28114878.wav|Anansi olwo yali afuuse nnannyini nnimiro ya Wakayima omwali enva endiirwa n'ebibala.
resampled_wavs/common_voice_lg_27800287.wav|Omukyala kyandibadde kirungi n'azaalira mu ddwaliro.
resampled_wavs/common_voice_lg_27958556.wav|Mpaayo erinnya eddala eriyitibwa akaddo ako singa kateekebwa mu ky'ogero?
resampled_wavs/common_voice_lg_28230450.wav|Waliwo abamu abatuuka okunaaba ne beetobya bwe tobya, mbu babuzeebuze ababalaba nti banaabye.
resampled_wavs/common_voice_lg_28538363.wav|Nga ky'agenderera mu ebyo byonna kuzaala kintu kiggya.
resampled_wavs/common_voice_lg_28020802.wav|Kabaka asiimye Nnaabagereka okuggumiza ensonga y'obuntubulamu mu kisaakaate.
resampled_wavs/common_voice_lg_28001208.wav|Olulimi luno lugwa mu kiti ky'ennimi za 'Bantu'.
resampled_wavs/common_voice_lg_27955533.wav|Kawaase yayongedde neyebaza abakozi bonna olw'okujjumbira emizannyo gino era n'okuteekamu obudde bwabwe okugyetabamu.
resampled_wavs/common_voice_lg_27795531.wav|Emikwano egyannamaddala gy'egyo egikwagala olw'ekyo ky'oli.
resampled_wavs/common_voice_lg_28276534.wav|Naye bwe yatuuka ku ddirisa n'akonkona naye nga teri kanyego.
resampled_wavs/common_voice_lg_24790354.wav|Abakulembeze bonna balina okugenderera okulwanyisa abaana okufumbirwa.
resampled_wavs/common_voice_lg_27999155.wav|Kye yava agenda mu ssanduuko ye n'agiggula n'aggyamu engero zonna n'azikwasa Anansi.
resampled_wavs/common_voice_lg_27823805.wav|Jude Muleke ye Mwami w'eggombolola y'e Katwe mu Buddu.
resampled_wavs/common_voice_lg_28138065.wav|Kwe kulya emitwe ebiri egy'empiki za muzannyi munno.
resampled_wavs/common_voice_lg_23758190.wav|Okubonaabona kwe nayitamu nga nsoma ddiguli eyasooka kwannemesa okuddayo.
resampled_wavs/common_voice_lg_28155877.wav|Omusajja ali mu kusima ttooyi.
resampled_wavs/common_voice_lg_24890805.wav|Gavumenti yawa abantu emmere ey'obwereere mu biseera by'omuggalo.
resampled_wavs/common_voice_lg_27871979.wav|Omugenyi naye abeera mugeyi.
resampled_wavs/common_voice_lg_24799122.wav|Omwepisikoopi yatusaba tusabire buli mbeera.
resampled_wavs/common_voice_lg_27860980.wav|Ffe tulina okwefuga era n'okwekomako tuleme kubeera nga bisolo oba ebinyonyi.
resampled_wavs/common_voice_lg_27832520.wav|Era ngyagala kumuwasa.
resampled_wavs/common_voice_lg_28240186.wav|Kyotera kati kibuga mu Uganda.
resampled_wavs/common_voice_lg_27775991.wav|Ali mu kubabula mmamba ye.
resampled_wavs/common_voice_lg_28163551.wav|Yakebedde obutabo omusoloozebwa obusuulu.
resampled_wavs/common_voice_lg_27973997.wav|Abadde e Lwamaggwa mu Rakai ku kabaga ka ssentebe Robert Benon Mugabi
resampled_wavs/common_voice_lg_27782985.wav|Omwana yadda mu kukaaba bukaabi n'agaana n'okuddayo eka.
resampled_wavs/common_voice_lg_28222343.wav|Abakulumbeze baafubanga nnyo okulaba nti buli kigenda bulungi.
resampled_wavs/common_voice_lg_28231636.wav|Ku kyalo kyaffe tulima nnyo lumonde.
resampled_wavs/common_voice_lg_27955754.wav|Okutandika okunoonya emikono egisemba omuntu waabwe nga abebibina abalala bwe bakoze.
resampled_wavs/common_voice_lg_23758536.wav|Abakyala abasukka mu omu balungi okuba nabo singa oba olina obusobozi obubalabirira.
resampled_wavs/common_voice_lg_27840362.wav|Wabula Nyaama yamusekerera busekerezi nga bw'amugamba nti, engero zino nga za bbeeyi nnyo!
resampled_wavs/common_voice_lg_27840703.wav|Bannakibiina baalabulwa ku kukyuka okudda mu bibiina ebirala olw'endowooza ez'enjawulo.
resampled_wavs/common_voice_lg_27739756.wav|Abaana bano babeera mu bitundu by'ebyalo gye batafunira kulabirirwa kulungi.
resampled_wavs/common_voice_lg_28104891.wav|Olungereza lusinga kwogerebwa abantu abasomyeko.
resampled_wavs/common_voice_lg_28222096.wav|Ensalo yaggalwa olw'obutategeeragana wakati w'amawanga gombi.
resampled_wavs/common_voice_lg_28219476.wav|Abalimi balina okubeera abeegendereza ku ki ebisolo byabwe kye birya mu kiseera ky'ekyeeya.
resampled_wavs/common_voice_lg_28352511.wav|Abaana nabo ba muwuubira.
resampled_wavs/common_voice_lg_28357821.wav|Wanyana nnyina wa Ssekabaka Kimera .
resampled_wavs/common_voice_lg_24919686.wav|Emiti gy'amasannyalaze gisimbibwa mu ttaka okusobola okunywera.
resampled_wavs/common_voice_lg_27772096.wav|Naye nno kino kitufuukidde ekyambika.
resampled_wavs/common_voice_lg_27852538.wav|Tekinologiya akulira ku misinde mu nsi z'abazungu.
resampled_wavs/common_voice_lg_28179431.wav|Ekinnya ekikungaaniamu ebikyafu ekizimbiddwa obulungi tekirina kutiisa muntu yenna.
resampled_wavs/common_voice_lg_28192026.wav|Abantu abawera bataano bafiiriddewo.
resampled_wavs/common_voice_lg_28017719.wav|Eggandaalo lya Ssekukkulu liwedde bulungi.
resampled_wavs/common_voice_lg_23726058.wav|Akalulu kasembedde abeesimbyewo balina okwenyweza.
resampled_wavs/common_voice_lg_28325640.wav|Buli munnabyabufuzi agezaako okunoonya obuwagizi olw'okulonda okujja.
resampled_wavs/common_voice_lg_28201794.wav|Ebifo by'ebyafaayo ebimu bibaddewo okumala enkumi n'enkumi z'emyaka.
resampled_wavs/common_voice_lg_28497976.wav|Oli ne bw'akola ebiri bitya, naye nga tabireesezza magezi, tebabifaako nnyo.
resampled_wavs/common_voice_lg_27832891.wav|Okuziyiza kusinga okuwonya.
resampled_wavs/common_voice_lg_28134783.wav|Omuntu bw'abeera mu mbeera ennungi teba ya lubeerera.
resampled_wavs/common_voice_lg_28017058.wav|Ebintu ebisalirwa omulenzi okutwala ku buko biyitibwa ebyasa
resampled_wavs/common_voice_lg_27757140.wav|Ekisisiro ky'ekinnya ky'eryato.
resampled_wavs/common_voice_lg_23753917.wav|Bw'okubamu akafaananyi ojjukira obulamu bw'oyiseemu?
resampled_wavs/common_voice_lg_28221929.wav|Abayizi baakolera ddala bubi.
resampled_wavs/common_voice_lg_27739400.wav|Ebigambo ebyo byalina okuwandiikibwa nga biri bibiri 'Katonda y'agaba'.
resampled_wavs/common_voice_lg_28243903.wav|Abakazi baatondebwa nga balina ebbugumu okusinga ku ly'abasajja oba abalenzi.
resampled_wavs/common_voice_lg_28353934.wav|Ekibiina ekigatta amatendekero g'abasomesa b'abaana abato kyatongozebwa.
resampled_wavs/common_voice_lg_28237703.wav|Abantu bangiko abajja kuganyulwa mu nteekateeka eno.
resampled_wavs/common_voice_lg_28305927.wav|Abanoonyibobubudamu basikiriza ebitongole ebigabi by'obuyambi mu ggwanga.
resampled_wavs/common_voice_lg_24815235.wav|Pulojekiti yange erimu sente ntono.
resampled_wavs/common_voice_lg_25780333.wav|Si kya bwenkanya okuggya abasuubuzi ku nguudo, tebayina waakukolera.
resampled_wavs/common_voice_lg_27772143.wav|Yalina engoye nnyingi nnyo nga tosobola na kuzibala.
resampled_wavs/common_voice_lg_24005427.wav|Kino kyo kye tukoze kibadde kikyaludde okulabika ku nsi kuno.
resampled_wavs/common_voice_lg_28331785.wav|Abantu si balungi kwesigibwa.
resampled_wavs/common_voice_lg_28215981.wav|Ttiimu ya goofu ekoze emikago n'ebitongole eby'enjawulo okuteekawo ebifo ebizannyirwamu emizannyo.
resampled_wavs/common_voice_lg_27743573.wav|Mbasuubizza bwe munnonda, nja kukolaganira wamu ne bannange.
resampled_wavs/common_voice_lg_28135826.wav|Wano omuzadde bw'atalaga bukambwe era natamukangavvula ng'omwana amanya nti oyo 'amumaze'
resampled_wavs/common_voice_lg_28019364.wav|Omuggo ogwakwasibwanga omuvubuka nga y'akavubuka guyitibwa vvaawompitewo.
resampled_wavs/common_voice_lg_23955294.wav|Lwaki abakazi abasinga basiba obusungu ku mitima?
resampled_wavs/common_voice_lg_28291043.wav|Eddiini ezisinga zitwala emikolo gy'okuziika nga kikulu.
resampled_wavs/common_voice_lg_28302732.wav|Ebitooke bwe bisimbibwa nga bingi, bikola ekiyitibwa olusuku
resampled_wavs/common_voice_lg_28067023.wav|Fuba okulaba nti, mu kunyumya kwo ne banno era empisa zo tozisuula muguluka.
resampled_wavs/common_voice_lg_23750531.wav|Mu ggwanga tetulinaamu katale ka bisaanyi kati olunda bya ki?
resampled_wavs/common_voice_lg_28267821.wav|Abanoonyi b'obubuddamu n'abatuuze bafuna obuweereza bwe bumu.
resampled_wavs/common_voice_lg_28331623.wav|Yabadde asaba ssente ntono.
resampled_wavs/common_voice_lg_23730283.wav|Nkwagaliza amazaalibwa amalungi mwattu.
resampled_wavs/common_voice_lg_28133584.wav|Ekyali kisigadde kwe kutegeka ebikozesebwa mu kusomesa.
resampled_wavs/common_voice_lg_28268836.wav|Abantu bafuna ebintu bye beeyambisa mu bulamu obwa bulijjo ebibi.
resampled_wavs/common_voice_lg_24890985.wav|Okusala embaawo mu bumenyi bw'amateeka kye ki?