text
stringlengths 51
191
|
---|
resampled_wavs/common_voice_lg_28015663.wav|Okusaba kuno kukoleddwa Minisita w'ebyobuwangwa n'ennono awamu n'obulambuzi mu Buganda. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28307113.wav|Akadde k'abatuuze okubeera ku ttaka lino kaweddeko. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28019039.wav|Mu kaweefube ono mugenderamu n'ebirime ebyenkizo ng'ebitooke. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28018059.wav|Ssente ziri ze nakuteresa, genda oggyeko emitwalo esatu ozitwalire maama Namuyanja. |
resampled_wavs/common_voice_lg_24858349.wav|Baasaba okuweebwa omukisa omulala. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28163278.wav|Owoyesigire agamba nti eyasse Kagolo ye Rashid Mamuli. |
resampled_wavs/common_voice_lg_27820243.wav|Tukuwonga eri buli muntu atambulira mu mbeera ey'okwagala okukulaakulanya olulimi lwaffe Oluganda. |
resampled_wavs/common_voice_lg_27815709.wav|Kalantiini eteekeddwa okuggibwawo oluvannyuma lw'ebiva mu kukeberebwa mu laabu. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28036762.wav|Omuwendo gw'emisaala omutono n'obusiimo buleese enguzi mu bakungu ba poliisi. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28240762.wav|Ziri Badru ze yalina tezaali ssente. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28533681.wav|Ate nalwo n'alwekenneenya era n'aluyisa. |
resampled_wavs/common_voice_lg_27916980.wav|Kinajjukirwa nti ,bwe wali ng'okyali muto walina eddembe n'obulamu obwenjawulo. |
resampled_wavs/common_voice_lg_23909842.wav|Abasajja b'ennaku zino baagala nnyo okunaaba amazzi agookya. |
resampled_wavs/common_voice_lg_24902589.wav|Kijja kutwala ebbanga eby'enfuna by'eggwanga okuddayo nga bwe byali. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28524637.wav|Ate mwanyinaze gw'ogamba ddala omusuubira okukola emirimu gyonna egy'awaka? |
resampled_wavs/common_voice_lg_27914176.wav|Tufube tuzzeewo ettutumu lya Buganda liri lye tuyimba. |
resampled_wavs/common_voice_lg_27852472.wav|Olungereza lusinga kwogerebwa abantu abasomyeko. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28469120.wav|Obulamu bwaffe bwe buli bwe butyo. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28215322.wav|Rebecca Alitwala Kadaga abadde Sipiika wa Paalamenti okuva mu nkumi bbiri kkumi na gumu. |
resampled_wavs/common_voice_lg_27771276.wav|Ekiseera kino kitwala ebbanga eriwerako okutuuka ku myaka nga abiri oba abiri mu etaano. |
resampled_wavs/common_voice_lg_24912962.wav|Ebisale bya ssetendekero biri mu meka? |
resampled_wavs/common_voice_lg_27740077.wav|Omujjwa alina mugaso ki ku nnyumba ya kkojjaawe empya? |
resampled_wavs/common_voice_lg_28388648.wav|Essomo ery'ekikugu erifa ku biyiiyiizibwa mu ggwanga. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28221907.wav|N'akasanvu k'owulira, baatufuula abaddu. |
resampled_wavs/common_voice_lg_25041655.wav|Akasanduuko k'ekisawo akapya katongozeddwa mu Uganda |
resampled_wavs/common_voice_lg_28046158.wav|Agasinga ku ago, gaalambulwa era ne gasangibwa nga gagirina. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28244577.wav|Abanaku basobole okweyagalira mu Kampala mwebagobaganyizibwa buli lukya. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28019151.wav|Amatu go wagawummula olina emyaka etaano. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28314737.wav|Wafunye ssente zo eggulo? |
resampled_wavs/common_voice_lg_24858254.wav|Waliwo obutakkaanya mu bakulembeza. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28248928.wav|Nayongera ne ngulayo akafaliso akalala anti twali tuweze basatu nga kuli tetugyako. |
resampled_wavs/common_voice_lg_25011670.wav|Bannansi abagwira abataazuuliddwa na kawuka ka kolona bajja kwawulibwa bokka |
resampled_wavs/common_voice_lg_24790577.wav|Abayizi bonna balina okujja n'ebitabo, ppeeni n'ekkalaamu. |
resampled_wavs/common_voice_lg_27768150.wav|Amagumba ku ngulu ennyama munda. |
resampled_wavs/common_voice_lg_23901828.wav|Omukubi w'ebifaananyi yamusabye agyeko akatambaala ku mutwe alyoke amukube. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28018276.wav|Oluvannyuma poliisi yabasinzizza amaanyi n'ebaggyako omukazi n'egenda naye. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28178282.wav|Ebibira ebisinga obungi mu ggwanga bisaanyiziddwawo. |
resampled_wavs/common_voice_lg_24799291.wav|Ki gavumenti ky'ekozeewo ku nsonga y'abeerimbika mu basawo? |
resampled_wavs/common_voice_lg_27752551.wav|Olugero 'Oguggwa teguba muka' lulimu makulu ki amakusike? |
resampled_wavs/common_voice_lg_27923317.wav|Ensonga eziwandiisizza ekiwandiiko ekyo zirina okuba nga zisengekeddwa bulungi mu ngeri ewa amakulu. |
resampled_wavs/common_voice_lg_27804451.wav|Ennaku z'omwezi ekiraamo lwe kikoleddwa nkulu nnyo. |
resampled_wavs/common_voice_lg_24789698.wav|Abakulembeze abamu essira baliteeka kw'ebyo bye baagala. |
resampled_wavs/common_voice_lg_27759950.wav|Luva ku vviivi okutuuka wansi ku kigere. |
resampled_wavs/common_voice_lg_25011601.wav|Ennimiro yeetaaga okukoolebwa kubanga ezise. |
resampled_wavs/common_voice_lg_24790262.wav|Okukuuma eddembe ly'obuntu kirina emiganyulo mingi. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28267804.wav|Ekitundu ky'omuzannyo ekisooka kinaatera okukomekkerezebwa. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28015503.wav|Lumu omuwala ayitibwa Doola yajja okumukyalira. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28043211.wav|Wabula omuwala n'agamba omusajja oyo nti yalina ebbeere limu lyokka. |
resampled_wavs/common_voice_lg_24980060.wav|Abategesi bakozesa bubi ssente z'ekkanisa. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28260135.wav|Twagamba nti abaana bano tubawe emmere ennungi. |
resampled_wavs/common_voice_lg_27808714.wav|Ani asikira omuntu eyeetuga? |
resampled_wavs/common_voice_lg_28123975.wav|Gavumenti evujjiridde okuzimba ebisenge omutuula enkiiko mu ggwanga. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28209614.wav|Amabeere agannamukono erimu liba ddene ng'eddala ttono. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28134584.wav|Kikulwe bwe yalowooza nti abantu basinga kwagala muganda we Mawanda, yamukwatirwa obuggya. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28185698.wav|Olina okuyigiriza abaana bo empisa. |
resampled_wavs/common_voice_lg_27805215.wav|Si kirungi kw'agaliza muntu kibi. |
resampled_wavs/common_voice_lg_23909549.wav|Emboozi y'abayigirizwa mu bbayibuli ogitegeera bulungi? |
resampled_wavs/common_voice_lg_27757139.wav|Ono ye minista omubeezi ow'ebyemizannyo mu gavumenti ya Ssaabasajja Kabaka. |
resampled_wavs/common_voice_lg_24005476.wav|Ensangi zino osobola okuseresa kalittunsi mu kifo kya bbuliti. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28240627.wav|Gavumenti egezaako okusomesa abantu ku bibi ebiri mu kufuna amangu embuto. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28492122.wav|Eky'omwoyo nakyo okirabye. |
resampled_wavs/common_voice_lg_27832410.wav|Bambi abasajja abo abakwate baabawa omukisa gumu bwe guti mwe basobola okuwonera. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28183445.wav|Buli kika wano mu Buganda kirina omutaka akikulira. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28155879.wav|Kitalo nnyo kya kusaalirwa nti afiiridde mu kiseera ekizibu ng'embeera tetusobozesa kumusiibula nga bwe kisaanidde. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28314342.wav|Gavumenti eteeka ssente mu bintu okusobola okusitula eggwanga okulituusa mu lubu lw'ensi eziri yaddeyaddeko. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28165218.wav|Omuntu ayinza okujja ne yeefuula alabirira omulwadde naye nga ayagala bya bugagga. |
resampled_wavs/common_voice_lg_27997971.wav|Okusunsulamu abeesimbyewo bano kugenda kukomekKerezebwa ku Lwokuna lwa wiiki eno. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28225063.wav|Enzizi z'amafuta ziri mmeka mu Uganda? |
resampled_wavs/common_voice_lg_28210104.wav|Enteekateeka y'okutumbula eby'obulambuzi mu Buganda etuuse wa? |
resampled_wavs/common_voice_lg_27860896.wav|Abeetabi bannyonnyolwa emiganyulo gy'okwetaba mu kunoonyereza balyoke basalewo nga beesiimidde. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28171857.wav|Akakiiko akalabirizi kebazibwa olw'omulimu omulungi ogwakolebwa. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28243424.wav|Bamaama bangi bafa nga bazaala. |
resampled_wavs/common_voice_lg_27954284.wav|Ono asibiddwa akabanga akawerako olw'ensonga zino. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28351996.wav|Buli Ssebwana gw'atuma okunonera abagenyi obugenyi tadda. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28469238.wav|Ggyako entamu ogisse ku bbali otabulemu olububi luveeko. |
resampled_wavs/common_voice_lg_24140755.wav|Funayo omukazi omulala. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28129050.wav|Si kugamba nti agendereramu kwewonya balabe, kubanga ensi yagitereeza dda. |
resampled_wavs/common_voice_lg_23730299.wav|Ensiri nnyingi nnyo oyinza n'okulooza nti bazaaluza bwaluza. |
resampled_wavs/common_voice_lg_27783265.wav|Abaganda bamuggyeko olunderebu n'empalana mbu y'asiimbira Federo ya Buganda ekkuuli. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28492484.wav|Amenvu aga bbogoya ne ndiizi geeyogerera. |
resampled_wavs/common_voice_lg_27771311.wav|Bagamba nti baliwo mu mateeka era ne bannyonnyola n'ebikwata ku ddagala lye batunda. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28067268.wav|Mu kusooka, bino bye bizibu bye twasuubira okusanga mu kunoonyereza kwaffe. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28237543.wav|Abooluganda ababiri abalenzi be bannantameggwa b'ebikonde. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28227095.wav|Abatendekebwa batumbuddwa n'obukugu bw'okukola zi kkeeki . |
resampled_wavs/common_voice_lg_28088188.wav|Omuzungu mugezi nnyo okuzaama, olaba amponya oluziyiro! |
resampled_wavs/common_voice_lg_24875695.wav|Tubuusabuusa buli ekiri mu alipoota ye. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28223264.wav|Birungi tebikka mirembe. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28164758.wav|Abantu b'omu kitundu balina okukubirizibwa okwenyigira buteerevu mu mirimu gy'omu kitundu. |
resampled_wavs/common_voice_lg_27784095.wav|Abakulembeze b'ekyalo bambuulira nti mu kifo ekyo baali babbiddewo nnyo abantu. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28337525.wav|Mpologoma ne ssettuba byebimu ku bika by'emituba ebirimibwa e Buddu. |
resampled_wavs/common_voice_lg_27964123.wav|Buli lwe yannyukanga nga ayitira mu katale. |
resampled_wavs/common_voice_lg_24806103.wav|Baali baabika ekitundu kinene eky'ettaka. |
resampled_wavs/common_voice_lg_24817559.wav|Abasawo balina okuba abeegendereza nga bajjanjaba abalwadde ba kolona. |
resampled_wavs/common_voice_lg_27807241.wav|Omuntu enjala gw'eruma naye nga tayagala kulya aba alina obulwadde obuyitibwa Enfuuyirizi. |
resampled_wavs/common_voice_lg_27804448.wav|Mmmm, ono ice cream afaanana bulungi, Aku n'agamba. |
resampled_wavs/common_voice_lg_24815399.wav|Poliisi yaliwo okukwasisa amateeka n'obutebenkevu. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28038779.wav|Ekitontome kirina entandikwa, amakkati n'enkubiira. |
resampled_wavs/common_voice_lg_27740283.wav|Wandiikira omukulu w'ebyenjigiriza ng'omusaba okukukyusa. |
resampled_wavs/common_voice_lg_28292826.wav|Yandibaddenga etwolekeza nkulaakulana so si kusaanawo mu buwangwa bwaffe. |
resampled_wavs/common_voice_lg_27932253.wav|Yoweeri n'aggulawo; yali alowooza nti omwami yali azze. |