text
stringlengths
51
191
resampled_wavs/common_voice_lg_27759947.wav|Obulwadde bukwogeza n'ebyama.
resampled_wavs/common_voice_lg_27926349.wav|Ente ziwe eddagala buli luvannyuma lwa myezi esatu oba nga ekiseera ky'enkuba kigenda kutandika.
resampled_wavs/common_voice_lg_27871791.wav|Kitegeke bulungi naawe ogende okituukamu nga ddala owulira otuuse mu kifo awawummulirwa.
resampled_wavs/common_voice_lg_28134305.wav|Taliiwo era genda ojja kudda ng'akomyewo
resampled_wavs/common_voice_lg_27760270.wav|Bannayuganda bangi baggalirwa mu kkomera e Kitalya awatali musango.
resampled_wavs/common_voice_lg_28243356.wav|Nazzikuno ng'abaana batunga enseenene ku buti ne bazookya, obuti kwe baazitunganga buyitibwa butya?
resampled_wavs/common_voice_lg_27832327.wav|Lwali lumu omu ku baganda ba Kiwanuka yali atambula mu nnimiro n'awulira oluyimba olulungi .
resampled_wavs/common_voice_lg_27772042.wav|Abazimbi bakkiriziddwa okusigala nga bakola.
resampled_wavs/common_voice_lg_27772213.wav|Ebyo byonna nga biri awo, oteekwa okulaba nti abaana b'ozaala obateekamu omutima ogutya Katonda.
resampled_wavs/common_voice_lg_27832829.wav|Okutya kwange kuli ku mutindo gwa kukubaganya birowoozo ababaka gwe bagenda okwolesa.
resampled_wavs/common_voice_lg_28069292.wav|Janet Museveni yayogedde eri abasomesa mu disitulikiti y'e Koboko.
resampled_wavs/common_voice_lg_27752570.wav|Eriyo n'abazadde abeeyambisa amasomero gano okukuumirayo abaana baabwe olw'okuba nga bakola.
resampled_wavs/common_voice_lg_28314680.wav|Olulimi lutuyamba mu kwatula ebigambo.
resampled_wavs/common_voice_lg_27902627.wav|Pulojekiti za gavumenti zirondoolwa nnyo okusobola okuzifunamu obulungi.
resampled_wavs/common_voice_lg_28493276.wav|Kyo kibuuza engeri ekintu gye kyakolebwamu.
resampled_wavs/common_voice_lg_28240503.wav|Tukuume obumu mu ngeri yonna.
resampled_wavs/common_voice_lg_28220463.wav|Basoma ddi embalirira y'omwaka gw'ebyensimbi ogujja?
resampled_wavs/common_voice_lg_28105159.wav|Yakaaba amaziga mangi anti yamanya nti omwana we ayinza obutaddayo kumulabako.
resampled_wavs/common_voice_lg_28163886.wav|Ebitawuluzi, n'ebikozesebwa ekitongole kya gavumenti ez'ebitundu.
resampled_wavs/common_voice_lg_24142595.wav|Mpaawo muntu alumirirwa nga talina kigendererwa kyonna.
resampled_wavs/common_voice_lg_28086077.wav|Baminisita balina okukola ennyo.
resampled_wavs/common_voice_lg_27760272.wav|Nkwagaliza okusoma obulungi, omanye era obeeko ky'okola ku nsonga eno!
resampled_wavs/common_voice_lg_24820675.wav|Omwezi oguwedde abantu babiri baafa oluvannyuma lw'okulya emmere erimu obutwa.
resampled_wavs/common_voice_lg_28184074.wav|Okusosola okwesigamiziddwa ku byobufuzi kizingamya enkulaakulana.
resampled_wavs/common_voice_lg_28199176.wav|Abagenyi okuva mu kitongole ky'ebyenjigiriza n'emizannyo bali mu kujja ku ssomero lyaffe.
resampled_wavs/common_voice_lg_28491803.wav|Ebinyeebwa bisekulire mu kinu oluvannyuma tubikungunte.
resampled_wavs/common_voice_lg_24013082.wav|Emmumbwa emu okuba ng'ejjanjaba endwadde nga kkumi kye kyannemesa okukkiririza mu kinnansi.
resampled_wavs/common_voice_lg_28035947.wav|Ebisoomooza byakubaganyiziddwako ebirowoozo mu lukiiko.
resampled_wavs/common_voice_lg_27852570.wav|Drusilla Namaganda ye Namasole eyakazibwako erya Maasombira.
resampled_wavs/common_voice_lg_28514801.wav|Obuwanguzi buno bufunika ng'omwanawo agenze mu ssomero.
resampled_wavs/common_voice_lg_27805284.wav|Ensikondoka y'emmotoka eyo kaali kabonero akalaga nti amafuta gaali gaweddemu.
resampled_wavs/common_voice_lg_24902712.wav|Ebyenjigiriza bikyalimu ebirumira.
resampled_wavs/common_voice_lg_27756085.wav|Ataalaba nnyina nga muto, yagamba nti kitange baamuseera olulimi.
resampled_wavs/common_voice_lg_28134815.wav|Ssaalongo Erias Lukwago ategeezezza nti kino kimukakatako nga munnabuddu
resampled_wavs/common_voice_lg_28282885.wav|Mu madda Regent Mugwanya ye yamugoberera n'agenda amulindirira e Mombasa.
resampled_wavs/common_voice_lg_28206200.wav|Esangi zino abaana beeyagalira mu lulimi olugwira emirundi kkumi ku kikumi.
resampled_wavs/common_voice_lg_27915092.wav|Yatutegeeza nti mu luggya lw'essomero lyabwe baateekamu obupande bwonna.
resampled_wavs/common_voice_lg_27997950.wav|Ezo ssente yadibadde aziguzeemu n'emmotoka'
resampled_wavs/common_voice_lg_27915626.wav|Enjovu tezitya masasi.
resampled_wavs/common_voice_lg_28332054.wav|Emitendera girina okugobererwa mu nsonga za gavumenti.
resampled_wavs/common_voice_lg_24901851.wav|Eddwaliro libulamu ebikozesebwa mu kujjanjaba abalwadde.
resampled_wavs/common_voice_lg_27860210.wav|Emizannyo gya poliisi egya East Africa gigenda kubeera mu Kenya omwaka guno.
resampled_wavs/common_voice_lg_28012880.wav|Abantu bateekeddwa okwenyigira mu kukendeeza obulwadde bwa ssennyiga omukambwe.
resampled_wavs/common_voice_lg_28354083.wav|Bwotambula n'ogenda mu kaseera kano oba otulese mu matigga.
resampled_wavs/common_voice_lg_24919671.wav|Mirimu ki egyalangibwa mu mpapula z'amawulire?
resampled_wavs/common_voice_lg_27808167.wav|Ne bw'eba nga yali nnungi okukira zzaabu terwa kw'onooneka olw'engalo ziri ezigitigaatiga.
resampled_wavs/common_voice_lg_28544150.wav|Empisa z'Abaganda mu kulya.
resampled_wavs/common_voice_lg_24785320.wav|Abakyala baatondebwa mu kifaananyi kya Katonda n'olwekyo bateekeddwa okuweebwa ekitiibwa.
resampled_wavs/common_voice_lg_28389437.wav|Bbulooka wo akuweereza endagaano y'okutunda, eraga ensimbi z'ofissaawo okuva mu migabo gyo egiba gitundiddwa.
resampled_wavs/common_voice_lg_28001301.wav|Bannyonnyodde Katikkiro nti Buganda Land Board yeetuumyeeko emirimu mingi egireeta akasoobo akasibye ensimbi.
resampled_wavs/common_voice_lg_28138052.wav|Mu kasaka ako mulimu ssessota.
resampled_wavs/common_voice_lg_28199673.wav|Ekkanisa ebaddewo okumala emyaka amakumi ana mu etaano.
resampled_wavs/common_voice_lg_28199352.wav|Wandiga nakuteeka mu jjaaga y'omubisi n'agiwa Wampologoma.
resampled_wavs/common_voice_lg_28280921.wav|Ekkanisa n'emizikiti byetaagisa okuwandiisibwa mu minisitule ez'enjawulo.
resampled_wavs/common_voice_lg_27822701.wav|Omutego gwenvubu guyitibwa Ekigembe.
resampled_wavs/common_voice_lg_27973455.wav|Omumbejja Kamuwanda ye yafuuka Lubuga Nnaalinnya wa Ssekabaka Daudi Chwa II.
resampled_wavs/common_voice_lg_27820347.wav|Omwasi ogumu ogukubwa nga babadde bagenda okussaako omusika guyitibwa gutya?
resampled_wavs/common_voice_lg_28185981.wav|Tekyatubuukako bubuusi bwe twamanya ebyavaamu, twakakibwa n'okulowooza nti ebyavaamu byali bikyamu.
resampled_wavs/common_voice_lg_28146993.wav|Yeesu yaliwo okuva ensi eno lwe yatandika okubeerawo.
resampled_wavs/common_voice_lg_28219887.wav|Bye baakola mu kwekweka byonna poliisi yabiggyayo n'ebibalaga.
resampled_wavs/common_voice_lg_28046115.wav|Abantu bawadde ab'ebyokwerinda obubaka ku by'obukessi.
resampled_wavs/common_voice_lg_27917528.wav|Nga bamutunuulira okulaba engeri gy'alabiriramu olusuku olulwe ku bubwe.
resampled_wavs/common_voice_lg_28240748.wav|Waliwo abantu abagagga bangi abava mu maka amaavu.
resampled_wavs/common_voice_lg_27917917.wav|Era nga bw'ebamuyimbira nti; Genda eli owunya ,genda eli owunya, genda eli owunya, owunya bubi nnyo.
resampled_wavs/common_voice_lg_28176090.wav|Tumanyi abantu abamu n'obubinja abatandise okuteeka okutya mu bannayuganda nga bayitira ku mutimbagano.
resampled_wavs/common_voice_lg_28035888.wav|Abavubuka bajja kusobola okwetuusaako ebyetaago by'omu bulamu obwa bulijjo.
resampled_wavs/common_voice_lg_28158417.wav|Bagenda kukozesa abakugu baabwe balabe oba yaliko mu kifo ewasangiddwa ekiwuduwudu n'ekifo omwana we yattiddwa.
resampled_wavs/common_voice_lg_27832517.wav|Kabaka yasabibwa okuwa ebigambo ebisembayo.
resampled_wavs/common_voice_lg_24814774.wav|Twetaaga ebitongole abyagala okuyamba bannayuganda tebibatulugunya.
resampled_wavs/common_voice_lg_28280757.wav|Nabunnya Florence amyuka omukulu w'essomero lya Namirembe.
resampled_wavs/common_voice_lg_27804361.wav|Kigambibwa nti akamiro ako kaawonanga mu ngeri eyo.
resampled_wavs/common_voice_lg_28067289.wav|Abantu bagambiddwa okusigala ewaka mu kiseera ky'okubalukawo kw'akawuka ka kolona.
resampled_wavs/common_voice_lg_28154950.wav|Gwe oyina okwongera omuwendo gw'ensimbi z'oyingiza mu nsawo yo.
resampled_wavs/common_voice_lg_28267766.wav|Abateeberezebwa baayonoona erinnya ly'ekyalo.
resampled_wavs/common_voice_lg_24919482.wav|Kireetawo enkolagana wakati wa maama n'omwana atatuuse.
resampled_wavs/common_voice_lg_28307111.wav|Kyaddirira Bbaale okusengula essomero lye
resampled_wavs/common_voice_lg_28197867.wav|Sampolo zaggibwa ku bantu abaasembereganye n'okuva ku basawo.
resampled_wavs/common_voice_lg_24901797.wav|Yeewalanga okulwana n'okuyomba n'abantu.
resampled_wavs/common_voice_lg_28529252.wav|Yagambye nti aba pulojekiti agenda kubafunira woofiisi ku mbuga.
resampled_wavs/common_voice_lg_28303786.wav|Omukyala eyali omunyumya, omusaazesaaze, nga takyanyega.
resampled_wavs/common_voice_lg_28329968.wav|Abamanyi ssere, bw'omuyitamu, yenna akukwatira ku ngoye.
resampled_wavs/common_voice_lg_27803992.wav|Okubeera Ssenkotwe oyo abeera muzibu nnyo nga takolaganika naye.
resampled_wavs/common_voice_lg_28087936.wav|Lino ly'erinnya lyo ddala.
resampled_wavs/common_voice_lg_24814861.wav|Buli ddwaliro kati lyaweebwa ppikippiki emu.
resampled_wavs/common_voice_lg_27948199.wav|Bikomya obulamu mu ddakiika mbale.
resampled_wavs/common_voice_lg_28201947.wav|Abakulembeze baateekawo engeri ez'enjawulo ez'okutaawulula n'okukkaanyisa abantu abaabanga basoowaganye.
resampled_wavs/common_voice_lg_27807813.wav|Bano bakuumirwa ku poliisi ez'enjawulo mu Kampala.
resampled_wavs/common_voice_lg_27757060.wav|Lyonna baalitemamu ebyapa era ne balyegabira ate eddala balitutte n'emmundu.
resampled_wavs/common_voice_lg_24491105.wav|Tugende ku dduuka tufuneyo ku byokulya.
resampled_wavs/common_voice_lg_27772205.wav|Era nabo baabukereza nkokola okugenda okweriila savva w'omu State House eyali abayozaayoza.
resampled_wavs/common_voice_lg_27752593.wav|Ebibonerezo bikomezebwe ebiweebwa abaana ku masomero olwokogera olulimi lwabwe Oluganda.
resampled_wavs/common_voice_lg_27760152.wav|Bwe batyo ne batwekengera ne batatweyanjuliriza nga bwe twasuubira.
resampled_wavs/common_voice_lg_28283818.wav|Okulengeterwa kwe kweraliikirira.
resampled_wavs/common_voice_lg_28267192.wav|Obuyambi obusinga bulina kuteekebwa mu kunoonyereza ku byobulima okusobola okulaba nti waliwo emmere emala.
resampled_wavs/common_voice_lg_23901571.wav|Omusibe gwe baasibye baamuvunaanye musango ki?
resampled_wavs/common_voice_lg_25057546.wav|Omulimu gw'okukolera awaka gw'olina gwa ssomero lya pulayimale ki?
resampled_wavs/common_voice_lg_27832654.wav|Waliwo ebigambo bingi by'oyinza okukozesa nga weetondera omuntu gw'osobezza.
resampled_wavs/common_voice_lg_27926276.wav|Ebifo ebiweereza bijja kwanguya okutuuka ku bakungu ba gavumenti.
resampled_wavs/common_voice_lg_28538432.wav|Ne nzika mangu era katono ngwe mu mazzi.
resampled_wavs/common_voice_lg_27990914.wav|Okusoma kulungi bannange laba kati omulimu gwe nnina.